Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet Duplicate
eng
stringlengths
5
526
⌀
lug
stringlengths
4
605
⌀
__index_level_0__
int64
1
3.64k
No, I do not use any traditional remedies or practices.
Nedda, sikozesa ddagala oba nkola yonna ey’ekinnansi.
2,778
A common belief or practice in my community is the use of local herbs for various health purposes, including during the postpartum period. These traditional remedies are often seen as a natural way to aid healing and promote well-being.
Enzikiriza oba enkola eya bulijjo mu kitundu kyange kwe kukozesa eddagala ly'ekinnansi ku bigendererwa by’ebyobulamu eby’enjawulo, omuli n’ekiseera ky’oluvannyuma lw’okuzaala. Eddagala lino ery’ekinnansi litera okutunuulirwa ng’engeri ey’obutonde ey’okuyamba okuwona n’okutumbula obulamu obulungi.
2,980
No I have not been feeling particularly stressed or anxious recently.
Nedda gye buvuddeko mbadde siwulira situleesi oba okweraliikirira naddala.
2,281
Yes I talk to people around me even during labor.
Yee njogera n’abantu abanneetoolodde ne mu kiseera ky’obulumi bw'okuzaala.
985
I regularly eat matooke rice fruits beans meat and fish.
Bulijjo ndya amatooke, omuceere, ebibala, ebijanjaalo, ennyama n’ebyennyanja.
937
I manage my emotions by staying quiet and yes I can talk to my sister.
Nzikakanya enneewulira zange nga nsirika era ye nsobola okwogera ne muganda wange.
1,429
No I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda sifunangako lubuto lwonna nga luno terunnabaawo.
1,813
Yes, I have been able to bond with my baby, and it feels good, like a sense of well-being.
Yee, nsobodde okukwatagana n’omwana wange era mpulira bulungi, olw’okuwulira nti ndi bulungi.
2,350
No there are no signs of infection or fever in either me or my baby.
Nedda tewali bubonero bwa yinfekisoni oba omusujja mu nze oba mu mwana wange.
2,766
No, there is no family history of genetic conditions or birth defects that I know of.
Nedda, tewali byafaayo eby’embeera z’obuzaale oba obulemu obuzaale bye mmanyi mu maka.
576
Yes I have been able to bond with my baby.
Yee nsobodde okukwatagana ne bbebi wange.
1,780
My daily activities include cooking, washing, and sometimes digging, which I do find to be physically demanding.
Ebintu bye nkola buli lunaku mulimu okufumba, okunaaba, n’oluusi okulima, ekintu kye nsanga nga kizibuwalira omubiri.
2,647
No I do not currently use any traditional remedies or practices. My focus has been more on general self-care and following any medical advice provided by healthcare professionals during this postpartum recovery period.
Nedda mu kiseera kino sikozesa ddagala oba nkola yonna ey’ekinnansi. Essira nsinga kulissa ku kwerabirira okwa bulijjo n’okugoberera amagezi gonna ag’abasawo agaweebwa abakugu mu by’obulamu mu kiseera kino eky’okuwona oluvannyuma lw’okuzaala.
3,203
I manage stress by talking to a friend of mine who works as a counsellor; she is usually the person I speak with about my feelings and concerns.
Situleesi nzikakanya nga njogera ne mukwano gwange akola ogw’okubuulirira abantu; ebiseera ebisinga ye muntu gwe njogera naye ku nneewulira zange n’ebinneeraliikiriza.
2,302
I haven't been feeling stressed, but I am a little anxious about how I will push the baby during labor.
Mbadde siwulira situleesi naye ndi mweraliikirivu ku ngeri gye nja okusindika omwana mu kiseera ky’okuzaala.
528
I don’t use traditional remedies, but I know some people in my community do. I prefer relying on modern medicine for my health.
Sikozesa ddagala lya kinnansi naye nkimanyi nti abantu abamu mu kitundu kyange balikoessa. Nze nsinga kwagala kwesigama ku ddagala ery’omulembe olw’obulamu bwange.
176
Yes I have HIV.
Yee nnina akawuka ka siriimu.
755
My main daily activity is digging which I find to be quite physically demanding.
Ekintu kye nsinga okukola buli lunaku kwe kulima ekintu kye nsanga nga kinzibuwalira nnyo omubiri.
422
In our community, the use of herbal medicine is a common practice.
Mu kitundu kyaffe, okukozesa eddagala ly’ekinaansi nkola ya bulijjo.
680
Since there were no previous pregnancies, my health has been well, and there are no new health concerns.
Okuva bwe kiri nti nali sinnaba kufuna lubuto lwonna mu biseera by'emabega, obulamu bwange bubadde bulungi, era tewali kipya kyeraliikiriza bulamu.
1,114
Yes, I am able to eat three meals a day, and I consume foods like matooke, cassava, banana, rice, beans, fruits, and green vegetables.
Yee, nsobola okulya emmere emirundi esatu olunaku, era ndya emmere nga amatooke, muwogo, ameenvu, omuceere, ebijanjaalo, ebibala, n’enva endiirwa.
2,519
Yes, there are common beliefs and practices in our community.
Yee, waliwo enzikiriza n'enkola ezaawamu mu kitundu kyaffe.
1,340
I feel good about being a mother, and I have no concerns.
Mpulira bulungi okubeera maama era sirina kye nneeraliikirira.
3,096
I feel good although I am afraid of having another operation.
Mpulira bulungi wadde nga ntya okulongoosebwa omulundi omulala.
1,037
I spend my day doing home chores, and I sometimes get time to rest.
Olunaku ndumala nga nkola emirimu gy’awaka, era oluusi nfuna obudde okuwummula.
818
Yes, I do have access to mosquito nets, which I use to protect myself from malaria.
Yee, nnina obutimba bw’ensiri, bwe nkozesa okwekuuma omusujja.
2,096
No, I haven't been feeling particularly stressed or anxious.
Nedda, mbadde mpulira situleesi ya njawulo oba okweraliikirira.
288
No I haven't.
Nedda.
978
No I don't have any questions or concerns about my health right now.
Nedda sirina kibuuzo kyonna oba okweraliikirira ku bulamu bwange mu kiseera kino.
2,411
Yes, I have been able to rest well, which is important, and I also have good support from my family at home.
Yee, nsobodde okuwummula obulungi ekintu ekyomugaso, era n’aba famire yange awaka banyamba obulungi.
2,338
No, I have not noticed any swelling in my hands or feet. This has not been an issue for me.
Nedda, sifunye kuzimba kwonna mu ngalo oba mu bigere. Eno tebadde nsonga gyendi.
1,362
Yes, I am experiencing mild pain after the delivery. It's not severe, but it's a persistent discomfort that I am managing as part of my postpartum recovery process. I am hopeful it will continue to decrease over time.
Yee, nfuna obulumi obutono oluvannyuma lw’okuzaala. Si kya maanyi, naye buzibu obutasalako bwe nzikkakkanya ng’ekimu ku bigenda mu maaso n’okuwona oluvannyuma lw’okuzaala. Nnina essuubi nti kijja kwongera okukendeera okumala ekiseera.
3,270
I’ve been bonding really well with my baby, and it’s an amazing feeling. I’m incredibly happy and excited for what’s to come.
Mbadde nkolagana bulungi nnyo ne bbebi wange, era mpulira eyeewuunyisa. Ndi musanyufu mu ngeri etategeerekeka era nsanyuse olw'ebigenda okujja.
177
Yes I do rest well and I also have support at home.
Yee mpummula bulungi era nange nnina obuyambi awaka.
2,008
Yes, I feel like I have enough support, especially from my family members.
Yee, mpulira nga nnina obuyambi obumala naddala okuva mu ba famire yange.
2,683
If you experience persistent bleeding after delivery here in Uganda, you should take oral fluids like porridge and salt water, avoid sexual intercourse before six weeks postpartum, and report to the nearest health facility if the symptoms persist. (37 words)
Bw’ovaamu omusaayi ogubeerezaamu ng’omaze okuzaala wano mu Uganda, olina okunnywa obuuji n'amazzi agalimu omunnyo, weewale okwegatta nga tegunnatuuka wiiki mukaaga ng’omaze okuzaala, n’oloopa mu ddwaaliro erikuli okumpi singa obubonero buno bubeerezaamu. (ebigambo 37)
3,455
My main daily activity is digging, which I do not find very physically demanding.
Ekintu kye nsinga okukola buli lunaku kwe kulima, kye sisanga nga kizibu nnyo ku mubiri.
1,609
No, I haven't experienced any unusual pain or discomfort recently.
Nedda, sifunangako bulumi oba obutabeera bulungi mu ngeri etaali ya bulijjo gye buvuddeko.
370
No I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda sifunangako lubuto lwonna mu biseera by'emabega nga luno terunnabaawo.
1,963
I manage stress by praying and I also share my feelings with my husband.
Situleesi ngiddukanya nga nsaba era mbuulirako n’omwami wange ku nneewulira yange.
729
No, I don't have any questions or concerns about my health right now.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna oba ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange mu kiseera kino.
598
I eat a variety of foods regularly, and yes, I make an effort to ensure that my diet is balanced with different food groups.
Ndya emmere ey’enjawulo buli kiseera, era yee, nfuba okulaba ng’emmere yange ekwatagana n’ebika by’emmere eby’enjawulo.
2,210
No, there is no known family history of genetic conditions or birth defects in my family.
Nedda, tewali byafaayo eby’embeera z’obuzaale oba obulemu obuzaale bimanyiddwa mu maka gange.
1,116
No, I don't have any questions or concerns about my health at the moment.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna oba ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange mu kiseera kino.
2,351
I have been managing any common pregnancy symptoms I experience by taking some medications.
Mbadde nzikakanya obubonero bwonna obw’olubuto obwa bulijjo bwe nfuna nga nmira eddagala erimu.
1,151
I have never had any common pregnancy symptoms such as nausea or back pain.
Sifunangako bubonero bwonna bwa bulijjo mu lubuto ng’okuziyira oba okulumwa omugongo.
1,764
No, I do not have any questions or concerns about my health.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna oba ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange.
2,810
I feel very proud to be a mother. Yes I do have some concerns.
Mpulira nga nnenyumiriza nnyo mu kubeera maama. Yee nnina ebinneeraliikiriza.
2,917
No, I do not follow any specific cultural practices during my pregnancy.
Nedda, sigoberera nkola yonna ya buwangwa entongole nga ndi lubuto.
141
No I have not been able to rest well and I don't have support at home as my husband stays far away.
Nedda sisobodde kuwummula bulungi era sirina buyambi awaka anti omwami wange abeera wala.
1,948
No, I haven't experienced any chronic illnesses or conditions.
Nedda, sifunangako bulwadde oba mbeera yonna etawona.
665
Yes, I eat rice, cassava, and other things to maintain a balanced diet.
Yee, ndya omuceere, muwogo n’ebirala okusobola okukuuma endya ennungi.
847
I have been managing common pregnancy symptoms such as nausea or back pain by reporting to the health facility.
Mbadde nkola obubonero obutera okulabika mu lubuto ng’okuziyira oba okulumwa omugongo nga nkola lipoota mu kitongole ky’ebyobulamu.
2,124
For fun, I enjoy sleeping.
Okusanyuka, nnyumirwa nnyo okwebaka.
654
Yes there are cultural practices and beliefs that I follow.
Yee waliwo enkola n’enzikiriza z’obuwangwa ze ngoberera.
471
No, I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda, sifunangako lubuto lwonna olw’emabega nga luno terunnabaawo.
1,110
I regularly eat beans and matooke, and yes, I believe I am able to maintain a balanced diet.
Ntela okulya ebijanjaalo n'amatooke, era yee, nzikiriza nti nsobola okukuuma emmere ennungi (ngelimu ebilungo byon
1,644
I manage stress by sharing my feelings with friends.
Nfuga situleesi nga mbuulira mikwano gyange ku nneewulira zange.
759
No, there is no known family history of genetic conditions or birth defects in my family.
Nedda, tewali byafaayo by’embeera z’obuzaale oba obulemu obuzaale bimanyiddwa mu maka gange.
2,650
No, I tried using them, but they seemed to cause vomiting and nausea.
Nedda, nagezaako okuzikozesa naye nga zirabika zireeta okusesema n’okuziyira.
871
I manage stress by praying to God and by sharing my feelings with my husband.
Nfuga situleesi nga nsaba Katonda era nga mbuulira omwami wange engeri gye nneewuliramu.
2,698
I have been fortunate not to experience common pregnancy symptoms such as nausea or back pain during this time.
Nfunye omukisa obutafuna bubonero bwa bulijjo obw’olubuto ng’okuziyira oba okulumwa omugongo mu kiseera kino.
1,091
I regularly eat cassava matooke rice and posho but no I am not always able to maintain a balanced diet.
Bulijjo ndya muwogo, amatooke, omuceere, n'akawunga naye sisobola okulya emmere nga elimu ebilungo byonna bulijjo.
1,850
No, I do not use any traditional remedies or practices.
Nedda, sikozesa ddagala oba nkola yonna ey’ekinnansi.
3,100
I’m able to rest well, thanks to the support I get at home. My family helps make everything easier for me.
Nsobola okuwummula obulungi, olw’obuwagizi bwe nfuna awaka. Famire yange ennyanguyiza buli kimu.
195
I feel very happy about becoming a mother, and at the moment, I don't have any concerns.
Mpulira essanyu lingi nnyo okufuuka maama era mu kiseera kino, sirina ki nneeraliikiriza.
532
Yes, I have been able to rest well, and I have support at home.
Yee, nsobodde okuwummula obulungi, era nnina obuyambi awaka.
1,652
For fun, I enjoy watching television, and yes, I do make sure that I have some time to relax and unwind.
Okusanyuka, nnyumirwa nnyo okulaba ttivvi, era yee, nkakasa nti nfuna akadde okuwummulamu n’okuddamu amaanyi.
2,227
No, there is no known family history of genetic conditions or birth defects in my family.
Nedda, tewali byafaayo eby’embeera z’obuzaale oba obulemu mu obuzaale bimanyiddwa mu maka gange.
1,236
Yes I do follow some cultural practices and beliefs because it's said that not doing so can affect the baby.
Yee ngoberera enkola n’enzikiriza z’obuwangwa ezimu kubanga kigambibwa nti obutakikola kiyinza okukosa omwana.
1,281
Yes, I use traditional remedies or practices, such as local herbs.
Yee, nkozesa eddagala oba enkola z’ekinnansi.
3,149
I feel relatively okay about giving birth, and at the moment, I don't have any specific fears about it.
Mpulira bulungi ku kuzaala, era mu kiseera kino, sirina kutya kwonna kwonna ku nsonga eyo.
227
Yes, I have been able to rest well, and I had helpers at home during the last trimester.
Yee, nsobodde okuwummula obulungi, era nnalina abayambi awaka mu kiseera (emyezi essatu egiddilira okuzaala) ky’olubuto olwasembayo.
555
I feel much better about being a mother.
Mpulira bulungi nnyo olw’okuberea maama.
862
For fun I enjoy watching movies which helps me to relax.
Okusanyuka nnyumirwa nnyo okulaba firimu ekinnyamba okuwummulamu.
2,751
No I have not noticed any swelling in my hands or feet. This has not been an issue for me.
Nedda sifunye kuzimba kwonna mu ngalo oba mu bigere. Eno tebadde nsonga gyendi.
1,885
I feel good about being a mother.
Mpulira bulungi okubeera maama.
2,772
Yes, I do use traditional remedies, specifically herbs, for various health purposes.
Yee, nkozesa eddagala ly’ekinnansi naddala olw’emigaso ey’enjawulo ku bulamu .
2,589
To ensure proper nutrition for recovery with limited food resources in Uganda, you can try to source affordable and nutritious foods from the local markets. Additionally, utilizing a small garden to grow vegetables can provide a good source of essential micronutrients. (42 words)
Okukakasa nti ofuna endya entuufu okusobola okudda engulu ng’olina emmere entono mu Uganda, osobola okugezaako okunoonya emmere ey’ebbeeyi era erimu ebiriisa okuva mu butale bw’omu kitundu. Okugatta ku ekyo, okukozesa olusuku olutono okulima enva endiirwa kiyinza okukuwa ensibuko ennungi ey’ebiriisa ebitonotono...
3,465
Yes, I do use local herbs.
Yee, nkozesa eddagala ly'ekinaansi.
631
Yes, we do have access to mosquito nets, which we use to protect ourselves from malaria.
Yee, tulina obutimba bw’ensiri, bwe tukozesa okwekuuma omusujja.
1,677
No, I do not use any local herbs or traditional medicines.
Nedda, sikozesa eddagala lyonna ly’ekinnansi.
811
I haven’t noticed any swelling in my hands or feet, which is great. Everything seems normal so far.
Sinalaba kuzimba kwonna mu ngalo oba ebigere, ekyewuunyisa. Buli kimu kirabika kya bulijjo n'okutuusa kati.
162
To manage stress, I usually talk with my friends; we always have a good time together, which helps me feel better. Yes, I definitely have friends I can talk to about how I'm feeling.
Okusobola okugonjoola situleesi, ntera okwogera ne mikwano gyange; bulijjo tufuna akaseera akalungi nga tuli wamu, ekinnyamba okuwulira obulungi. Yee, mazima ddala nnina emikwano gye nsobola okwogera nabo ku ngeri gye mpuliramu.
219
The response indicates that accessing the health center can be difficult, which is a challenge related to healthcare access, not necessarily a cultural practice or belief that is followed.
Okuddamu kulaga nti okutuuka ku ddwaaliro kiyinza okuba ekizibu, nga kuno kusoomoozebwa kwekuusa ku kufuna obujjanjabi, si kituufu nti nkola ya buwangwa oba enzikiriza egobererwa.
3,501
No there are not any specific cultural practices or beliefs that I actively follow in my daily life or in relation to postpartum care. My approach has been more focused on general wellness and medical advice.
Nedda tewali nkola oba nzikiriza yonna ey’obuwangwa entongole gye ngoberera nga ndi munyiikivu mu bulamu bwange obwa bulijjo oba mu bikwatagana n’okwelabirira oluvannyuma lw’okuzaala. Enkola yange ebadde esinga kussa essira ku bulamu obulungi obw’awamu n’okubuulirira kw’abasawo.
3,231
Yes, I have experienced some unusual discomfort recently, specifically back pain.
Yee, nfunye obuzibu obutali bwa bulijjo gye buvuddeko, naddala okulumwa omugongo.
1,330
Yes, we have access to clean water for both drinking and for cooking our meals.
Yee, tulina amazzi amayonjo ag’okunywa n’okufumba emmere yaffe.
1,113
I manage stress by singing.
Situleesi ngikakanya nga nnyimba.
2,949
I regularly eat things like greens, fruits, matooke, rice, sweet potatoes, beans, and groundnuts.
Bulijjo ndya ebintu nga enva endiirwa, ebibala, amatooke, omuceere, lumonde, ebijanjaalo n’ebinyeebwa
547
No I have not been feeling stressed or anxious.
Nedda mbadde siwulira situleesi oba okweraliikirira.
2,011
Yes, I am able to relax, and what I do for fun is going to church. It provides me with a sense of community and peace, which is a nice break from the demands of caring for a newborn.
Yee, nsobola okuwummulamu era kye nkola okwesanyusaamu kwe kugenda mu kkanisa. Kindetera okuwulira nti ndi mu kitundu n’emirembe, ekintu ekirungi eky’okuwummulamu okuva ku byetaago by’okulabirira omwana omuwere.
2,998
Using a cold compress is not a recognized treatment for severe postpartum depression or anxiety. If you experience these conditions, it is important to seek help from a healthcare professional immediately.
Okukozesa ekinyogogga okunyinga awazimbye si bujjanjabi obumanyiddwa obw’okwennyamira okw’amaanyi oba okweraliikirira oluvannyuma lw’okuzaala. Bwoba ofuna embeera zino, kikulu okunoonya obuyambi okuva eri omukugu mu by’obulamu mu bwangu.
3,492
No, I don't have any questions or concerns about my health right now.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna oba ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange mu kiseera kino.
568
No, I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda, sifunangako lubuto lwonna emabega nga luno terunnabaawo.
2,323
No, I don't have any questions or concerns about my health at this time.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna oba okweraliikirira ku bulamu bwange mu kiseera kino.
1,313
If you have trouble healing from a cesarean section and there are no local resources available in Uganda, it's important to maintain a clean environment around the incision and to contact a health provider if you experience severe symptoms. (38 words)
Bw’oba toli kumpi na ddwaaliro mu Uganda nga weetaaga okulabirira emisono oba amaziga ng’omaze okuzaala, olina okuyonja mpola ekifo n’amazzi agabuguma era amayonjo n’okwewala okukola omulimu gwonna ogw’omubiri omuzito oguyinza okunyigiriza ebitundu ebiwona. (ebigambo 36)
3,451
I have been managing any common pregnancy symptoms, such as nausea or back pain, by using local herbs.
Mbadde nkola ku bubonero bwonna obw’olubuto obutera okulabika, gamba ng’okuziyira oba okulumwa omugongo, nga nkozesa eddagala ly'ekinnansi ely'omu kitundu.
2,364
I manage stress by resting and I have someone I can talk to.
Nzkakanya situleesi nga mpummula era nnina gwe nsobola okwogera naye.
1,808
I've been managing my pregnancy symptoms by getting enough rest and drinking plenty of water.
Mbadde nkwasaganya obubonero bw'olubuto lwange nga nfuna okuwummula okumala n'okunywa amazzi amangi
611
End of preview. Expand in Data Studio
README.md exists but content is empty.
Downloads last month
-