test
dict
train
dict
val
dict
{ "en": "I knocked at the door and there was no response.", "lg": "Nakonkona ku luggi era tewaaliyo kanyego." }
{ "en": "Do you think it is necessary for the government to prepare for the third wave of coronavirus?", "lg": "Olowooza kyetaagisa gavumenti okwetegekera ekitundu eky'okusatu eky'ekirwadde kya korona?" }
{ "en": "The football fans were excited about the return of the Uganda premier league.", "lg": "Abawagizi b'omupiira baasanyuka olw'okudda kwa liigi ya Uganda eya ttiimu ez'oku ntikko." }
{ "en": "Uganda is a peaceful country.", "lg": "Uganda ggwanga lya mirembe." }
{ "en": "He is the mayor of Kampala city.", "lg": "Ye meeya w'ekibuga Kampala." }
{ "en": "The Asians dominated the trade and industry professions.", "lg": "Abantu abava mu Asia baamaamira emirimu gy'ebyobuzuubuzi n'amakolero." }
{ "en": "Scientific tests are carried out by scientists.", "lg": "Okukebera kinnassaayansi kukolebwa bannassaayansi." }
{ "en": "She gave birth on her way to the hospital.", "lg": "Yazaalira ku kkubo ng'agenda mu ddwaliro." }
{ "en": "What qualifications does one need to join the police force?", "lg": "Bisaanyizo ki omuntu by'alina okuba nabyo okuyingira poliisi?" }
{ "en": "\"While at university, he formed the University Students' African Revolutionary Front activist group.\"", "lg": "\"Bwe yali ku yunivaasite, yatandikawo ekibiina ky'abalwanirizi b'enkyukakyuka ekya University Students' African Revolutionary Front.\"" }
{ "en": "Her friend sang until she came down from the tree.", "lg": "Mukwano gwe yayimba okutuusa lwe yakka wansi ku muti." }
{ "en": "The bird was resting in the tree.", "lg": "Ekinyonyi kyali kiwummulidde mu muti." }
{ "en": "She climbs a tall tree.", "lg": "Alinnya omuti omuwanvu." }
{ "en": "Women have started up small businesses.", "lg": "nan" }
{ "en": "The security agents were told by the friend.", "lg": "Mukwano gwe ye yatemya ku bakuuma ddembe." }
{ "en": "His father owns apartments in the city.", "lg": "Kitaawe alina amayumba mu kibuga." }
{ "en": "The visitors were assigned a tour guide.", "lg": "Abagenyi baaweebwa abalambuza." }
{ "en": "Hard work has enabled people to build a new church.", "lg": "Okukola ennyo kuyambye abantu okuzimba ekkanisa empya." }
{ "en": "The district traders' association has provided all the chairs required for the function.", "lg": "Ekibiina ky'abasuubuzi mu disitulikiti bawaddeyo entebe zonna ezeetaagisa ku mukolo." }
{ "en": "He pledged to contribute a certain amount of money towards their wedding.", "lg": "nan" }
{ "en": "There are few schools in the district to accommodate all the children.", "lg": "Amasomero agali mu disitulikiti matono okumala abaana bonna okusomeramu." }
{ "en": "It can be promoted by revamped training curricula.", "lg": "Kiyinza okutumbulwa nga ensomesa eyongeddwamu." }
{ "en": "He is a Christian.", "lg": "Mukristaayo." }
{ "en": "The venue for the match has been changed because it is too small.", "lg": "Ekifo ky'emizannyo kikyusiddwa kubanga kibadde kitono nnyo." }
{ "en": "He enjoys eating hot food.", "lg": "Ayagala nnyo okulya emmere eyokya." }
{ "en": "He has fifteen years of experience in marketing.", "lg": "Alina obumanyirivu bwa myaka kkumi n'etaano mu bwa kitunzi." }
{ "en": "He drove off at a high speed.", "lg": "Yasimbula ku misinde egya waggulu." }
{ "en": "To come up with a better solution to a problem you need to first plan.", "lg": "Okufuna amagezi amalungi eri ekizibu weetaaga kusooka kuteekateeka." }
{ "en": "They are teaching people about the different types of marriage recognized by law.", "lg": "Basomesa bantu ku bika by'obufumbo eby'enjawulo ebikkirizibwa mu mateeka." }
{ "en": "There are alternatives for graduates from lower secondary school.", "lg": "Waliwo ebintu ebirala abayizi abamaze eddaala lya ssekendule erya wansi bye basobola okukola." }
{ "en": "The cup is too small for him.", "lg": "Akakopo katono nnyo ku ye." }
{ "en": "The government makes money by exporting crude oil to other countries.", "lg": "Gavumenti ekola ssente mu kutunza ensi endala amafuta." }
{ "en": "What was the meeting about?", "lg": "Olukiiko lwali lukwata ku ki?" }
{ "en": "He suffered from measles at four years of age.", "lg": "Mulangira yamuluma ku myaka ena egy'obukulu." }
{ "en": "His car has big tyres.", "lg": "Emmotoka ye erina emipiira eminene." }
{ "en": "They were to be seen everywhere.", "lg": "Baali ba kulabibwa buli wamu." }
{ "en": "Most of his songs had educational messages.", "lg": "Ennyimba ze ezisinga zaalimu obubaka obuyigiriza." }
{ "en": "The man was wearing a raincoat.", "lg": "Omusajja yali ayambadde ekizibaawo ky'enkuba." }
{ "en": "African cultures are a big tourist attraction.", "lg": "Obuwangwa bw'Abafirika busikiriza abalambuzi." }
{ "en": "She has a debt of ten thousand to pay back in two days.", "lg": "Alina ebbanja lya mutwalo guno z'alina okusasulira mu nnaku bbiri." }
{ "en": "More than one thousand businesses and buildings were damaged during the riots.", "lg": "Ebizinensi ezisukka mu lukumi n'ebizimbe byayonoonebwa mu bwegugungo." }
{ "en": "We spent a lot of time with him.", "lg": "Twamala naye obudde bungi." }
{ "en": "Everyone was waiting for her to return from the market.", "lg": "Buli omu yali amulinze akomewo okuva mu katale." }
{ "en": "It is pointless to argue and fight about politics.", "lg": "Tekirina makulu kuyomba n'okulwana olw'ebyobufuzi." }
{ "en": "We had eats and drinks from the restaurant.", "lg": "Twafuna ebyokula n'ebyokunywa okuva mu kirabo ky'emmere." }
{ "en": "Tuberculosis produces inflammatory nodes in the skin.", "lg": "Akafuba kaleetera omubiri ensanjabavu." }
{ "en": "The member of parliament was granted a non-cash bail of fifty million.", "lg": "Omubaka wa paalamenti yateebwa ku kakalu k'obukadde ataano ez'obutaliiwo." }
{ "en": "People who were moving during curfew hours were brutally beaten by police officers.", "lg": "Abantu abaatambulanga mu budde bwa kafyu baakubibwanga bubi nnyo abapoliisi." }
{ "en": "Women face various barriers in society.", "lg": "Abakyala basanga emiziziko mingi mu bitundu mwe babeera." }
{ "en": "The mayor had a meeting with the parliamentary committee.", "lg": "Mmeeya yalina olukiiko n'akakiiko ka paalimenti." }
{ "en": "She is such a greedy girl", "lg": "Muwala wa mululu nnyo" }
{ "en": "The patient reacted to the medicine that he was given.", "lg": "Eddagala eryaweereddwa omulwadde lya mukoze bubi." }
{ "en": "Tourism can be used to fight poverty.", "lg": "Ebyobulambuzi bisobola okukozesebwa okulwanyisa obwavu." }
{ "en": "The company financed ideas that had been neglected.", "lg": "Kkampuni yavujjirira ebirowoozo ebyali birekeddwawo." }
{ "en": "It is funny that some people can argue over food.", "lg": "Kyewuunyisa nti abantu abamu bakaayanira emmere." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "He scored twenty goals in the German football league.", "lg": "nan" }
{ "en": "She is the school headteacher.", "lg": "Y'akulira essomero." }
{ "en": "The radio station has given us a platform to sell our vegetables.", "lg": "Laadiyo etuwadde akadaala okutunda enva endiirwa zaffe" }
{ "en": "We are going downtown to do shopping.", "lg": "Tugenda mu kibuga wakati kugula bintu." }
{ "en": "Questions rose about the funding of these cities since the creation didn't have a budget.", "lg": "Ebibuuzo byabuuziddwa ku kuvujjirira kw'ebibuga bino okuva mu ku bitondawo obutaba na mbalirira." }
{ "en": "The tourism industry of Uganda is growing.", "lg": "Ekitongole ky'obulambuzi mu Uganda kikyakula." }
{ "en": "We will harvest beans from our farm next month.", "lg": "\"Omwezi ogujja, tujja kukungula ebijanjaalo okuva mu nnimiro yaffe.\"" }
{ "en": "I have a job interview on Monday.", "lg": "Nninayo okubuuzibwa kw'omulimu ku Lwokusooka." }
{ "en": "The district has given tax holidays to various businesses.", "lg": "Disitulikiti ewadde bizinensi ez'enjawulo oluwummula mu kusasula omusolo." }
{ "en": "The seeds of a pumpkin are very nutritious.", "lg": "Ensigo z'ensujju zirimu nnyo ekiriisa." }
{ "en": "Some Ugandans eat unhealthy food which is extremely dangerous to them.", "lg": "Bannayuganda abamu balya emmere etali nnungi eri omubiri ekintu eky'obulabe ennyo gye bali." }
{ "en": "How many Islands are on Lake Victoria?", "lg": "Ku nnyanja Nnalubaale kuliko ebizinga bimeka?" }
{ "en": "The officials have sensitized people to conserve wildlife.", "lg": "Abakungu babuulidde abantu okukuuma ebisolo by'omu nsiko." }
{ "en": "There has been pollution of the land and poisoning of animals from oil waste.", "lg": "Ebintu ebiteetaagibwa ebiggibwa mu mafuta byonoonye ettaka era bibadde bya butwa eri ebisolo." }
{ "en": "The district expects to collect ninety million Ugandan shillings from taxes.", "lg": "Disitulikiti esuubira okusolooza obukadde bw'ensimbi za Uganda kyenda okuva mu misolo." }
{ "en": "Her creative wear made her win the competition.", "lg": "Ekyambalo kye ekiyiiye kyamuwanguzza empaka." }
{ "en": "I had traveled to Kasese district to visit my parents.", "lg": "nan" }
{ "en": "The new international football season starts on Monday.", "lg": "Sizoni empya ey'omupiira gw'ensi yonna ogw'ebigere etandika ku Mmande." }
{ "en": "His former school was gutted by fire.", "lg": "Essomero lye gye yasomera lyakwata nnabbambula w'omuliro." }
{ "en": "Kingdoms contribute to community development out of their income.", "lg": "Obwakabaka buyambako mu kukulaakulanya ekitundu okuva mu nnyingiza yaabwo." }
{ "en": "This discovery occurred while digging a pit latrine.", "lg": "Baakizuula basima kinnya kya kaabuyonjo." }
{ "en": "We are late for school.", "lg": "Tukeereye okugenda ku ssomero." }
{ "en": "Silver Mugisha the managing director revealed plans by the National Water and Sewerage Corporation.", "lg": "Silver Mugisha omukulembeze ow'oku ntiko ye yayanjudde enteekateeka eza National water and Sewerage Corporation." }
{ "en": "\"\"\" She looked into the water.\"", "lg": "Yatunudde mu mazzi." }
{ "en": "Receive free Hepatitis vaccine at Kololo.", "lg": "Funa eddagala ly'okugema obulwadde bw'ekibumba e Kololo." }
{ "en": "We want to buy new clothes for the children.", "lg": "Twagala kugula ngoye z'abaana empya." }
{ "en": "That restaurant has poor customer care.", "lg": "Ekirabo ky'emmere ekyo kirina empeereza embi eri ba kasitooma." }
{ "en": "The government should provide free medical services to the people.", "lg": "Gavumenti erina okuwa obujjanjabi obw'obwereere eri abantu." }
{ "en": "I admired all the hangings on the walls.", "lg": "Nneegomba ebifaananyi byonna ebyali bitimbiddwa ku bisenge." }
{ "en": "The police are investigating the murder of our security guard.", "lg": "Poliisi eri mu kunoonyereza ku kutemulwa kw'omukuumi waffe." }
{ "en": "The secretary has no update about the meeting because the director is not around.", "lg": "Omuwandiisi tamanyi bikwata ku lukiiko kubanga ddayirekita taliiwo." }
{ "en": "That district has the best medical doctor in the whole country.", "lg": "Disitulikiti eyo erina omusawo asinga mu ggwanga lyonna." }
{ "en": "There will be a fifteen minute interval between these two court cases.", "lg": "Wajja kubaawo okuwummulamu kwa ddakiika kkumi na ttaano wakati w'okuwulira emisango egyo ebiri." }
{ "en": "Opposition politicians advocate for the removal of social media tax.", "lg": "Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya bawagira okuggyawo omusolo ku mikutu emigattabantu." }
{ "en": "He is a very blessed person.", "lg": "Muntu wa mukisa." }
{ "en": "Church founded schools have a feeding plan for their children.", "lg": "Amasomero agali ku musingi gw'ekkanisa galina enteekateka y'okuliisa abaana baago." }
{ "en": "She has six acres of maize on the farmland.", "lg": "Alina yiika za kasooli mukaaga ku ttaka kw'alimira." }
{ "en": "The district leader told the crowd that there are no changes in the constitution.", "lg": "Omukulembeze wa disitulikiti yagambye ekibiina nti tewali nkyukakyuka mu ssemateeka." }
{ "en": "He hit a journalist who tried to take his picture in court.", "lg": "Yakuba munnamawulire eyagezaako okumukuba ekifaananyi mu kkooti." }
{ "en": "The country has to prepare for the current pandemic situation.", "lg": "nan" }
{ "en": "There is a lot that needs to be done to ensure that we get good roads.", "lg": "Waliwo bingi ebikyetaaga okukolebwa okukakasa nti tufuna enguudo ennungi." }
{ "en": "We were advised to go for regular health check-ups.", "lg": "Twaweebwa amagezi okugendanga okwekebeza buli kadde." }
{ "en": "She began attending school in Namirembe at the age of six.", "lg": "nan" }
{ "en": "The team manager said his team was performing well.", "lg": "Maneja wa ttiimu yagamba nti ttiimu ye yali ekola bulungi." }
{ "en": "They thought he had been shot.", "lg": "Baalowoozezza nti yabadde akubiddwa amasasi." }
{ "en": "The high influx of refugees is likely to encourage the spread of the disease.", "lg": "Okweyongera okw'abanoonyiboobubudamu kwandiviirako okusaasaana kw'obulwadde." }
{ "en": "A detailed news report will be shared with you.", "lg": "Alipoota enzijuvu ku ggulire ejja kugabanibwa naawe." }
{ "en": "The cup is so popular.", "lg": "Ekikopo kya ttutumu nnyo." }
{ "en": "Banners of political candidates are displayed along the streets during the campaigns.", "lg": "Ebipande bya bannabyabufuzi abeesimbyewo bitimbibwa ku nguudo mu kkampeyini." }
{ "en": "I shall be attending a kickboxing match next weekend.", "lg": "Nja kubeera ku muzannyo gwa tayikonde ssabbiiti ejja." }
{ "en": "Police is carrying out its investigations about the cause of deaths along the Nile.", "lg": "Poliisi enoonyerza kukiviirako okuffa kw'abantu ku Nile." }
{ "en": "How should we pray?", "lg": "Tuyinza kusaba tutya?" }
{ "en": "I didn't pick a point from his speech.", "lg": "Ssaategeera kintu kyonna mu ebyo bye yayogera." }
{ "en": "The villagers gathered to see the crocodile.", "lg": "Ab'okukyalo baakuŋŋaana okulaba ggoonya." }
{ "en": "Where has your mother gone?", "lg": "Nnyoko alaze wa?" }
{ "en": "She walks a long distance to school every day.", "lg": "Atambula olugendo luwanvu okugenda ku ssomero buli lunaku." }
{ "en": "The president was expected to attend his burial.", "lg": "nan" }
{ "en": "People should love one another.", "lg": "Abantu bateekwa okwagalana." }
{ "en": "What take some of the rights for mothers?", "lg": "erimu ku ddembe lya bamaama lyr liri wa?" }
{ "en": "Politicians are all advocating for the respect for human rights", "lg": "Bannabyabufuzi bonna balwanirira okuwa ekitiibwa eddembe ly'obuntu." }
{ "en": "He was replaced by another player five minutes before the end of the match.", "lg": "Yasikizibwa n'omuzannyi omulala ng'ebula eddakiika ttaano omuzannyo guggwe." }
{ "en": "That music group split up seven months ago.", "lg": "Ekibiina ky'abayimbi ekyo kyasasika emyezi musanvu egiyise." }
{ "en": "The body is still at the mortuary.", "lg": "Omulambo gukyali mu ggwanika." }
{ "en": "The health workers need transport facilities to provide health services.", "lg": "Abasawo beetaaga entambula okutuusa obuweereza bw'obujjanjabi." }
{ "en": "Mothers go to the hospital when they are too sick for doctors to help them.", "lg": "\"Bamaama bagenda mu malwaliro nga balwadde nnyo, ng'abasawo tebakyasobola na kubayamba.\"" }
{ "en": "Some students fail exams because of poor teaching methods.", "lg": "Abayizi abamu bagwa ebigezo olw'obukodyo by'okusomesamu obubi." }
{ "en": "You can start a poultry business with only five hundred thousand shillings.", "lg": "Osobola okutandikawo bizinensi y'okulunda ebinyoni n'emitwalo ataano zokka." }
{ "en": "The vaccines were fake.", "lg": "Eddagala lyali ffu." }
{ "en": "Her mother inspired her to start baking.", "lg": "Maama we ye yamukubiriza okutandika okufumba keeki." }
{ "en": "What is going to happen to his partner?", "lg": "Kiki ekinaatuuka ku munne?" }
{ "en": "The gospel has changed people's way of life.", "lg": "Enjiri ekyusizza obulamu bw'abantu." }
{ "en": "All the planned sports activities have been postponed.", "lg": "Ebyemizannyo byonna ebyali byateekebwateekebwa byongezeddwayo." }
{ "en": "Stewardship is very good.", "lg": "Okukulaakulana ng'ozinziira ku budde kirungi." }
{ "en": "His campaign in the area will not make the president happy.", "lg": "Kkampeyini ze mu kitundu tezijja kusanyusa pulezidenti." }
{ "en": "His friends at the gym miss him greatly.", "lg": "Mikwano gye ewakolerwa dduyiro bamusubwa nnyo." }
{ "en": "She is the fastest woman alive.", "lg": "nan" }
{ "en": "He preached the gospel on Sunday morning.", "lg": "Yabulirira enjiri ku Sande kumakya." }
{ "en": "Cholera can spread very fast in the community.", "lg": "Kkolera asobola okusaasaana mangu nnyo mu kitundu" }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "They will not attend to your problems if you go to them.", "lg": "Tebajja kukola ku bizibu byo bw'ogenda gye bali." }
{ "en": "The police are investigating all people involved in human trafficking.", "lg": "Poliisi ekunoonyereza ku bantu bonna abeenyigira mu kubuzaawo abantu." }
{ "en": "The books were piled on the bookshelf.", "lg": "Ebitabo byapakirwa mu ssa ly'ebitabo." }
{ "en": "The church organized a community dialogue in the region.", "lg": "Ekkanisa yategeka okwogerezeganya n'abantu mu kitundu." }
{ "en": "The number of refugees in our country has greatly reduced.", "lg": "Omuwendo gw'ababudami mu ggwanga lyaffe gukendedde nnyo." }
{ "en": "The little girl is hungry.", "lg": "Omuwala omuto muyala." }
{ "en": "Heavy rains cause flooding.", "lg": "Enkuba ennyingi ereeta amataba." }
{ "en": "Is your son in good health?", "lg": "Mutabani wo mulamu bulungi?" }
{ "en": "\"When she noticed a man following her, she became scared.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "Refugees have settled in Uganda.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu baasenze mu Uganda." }
{ "en": "The journey from Kampala to Entebbe takes about one hour.", "lg": "Olugendo okuva e Kampala okutuuka Entebbe lutwala essaawa nga emu." }
{ "en": "The manager asked me to explain why the customer refused to pay for her food.", "lg": "nan" }
{ "en": "Bars are still closed because of coronavirus.", "lg": "Ebbaala zikyali nziggale olw'ekirwadde kya korona." }
{ "en": "The council lacks funds to implement its policies.", "lg": "Akakiiko tekalina nsimbi kuteekesa biragiro byako mu nkola." }
{ "en": "I panicked when I couldn't find my money.", "lg": "Nnatya nga siraba ssente zange." }
{ "en": "She had been inspired to become a nurse by the tales she had heard as a child.", "lg": "nan" }
{ "en": "For how long has their friendship lasted?", "lg": "Omukwano gwabwe gumaze bbanga ki?" }
{ "en": "The government has lost a lot of money through corruption.", "lg": "Gavumenti efiiriddwa ensimbi nnyingi okuyita mu bukenuzi." }
{ "en": "She has been voted a woman Member of Parliament for her constituency.", "lg": "Alondeddwa ng'Omubaka wa Paalimenti omukazi ow'ekitundu kye." }
{ "en": "He brought for her a cute puppy at home.", "lg": "Yamuleetera awaka akabwa akalabika obulungi." }
{ "en": "The President will happen tomorrow's event.", "lg": "Pulezidenti ajja kubeera ku mukolo gw'enkya." }
{ "en": "This organization supports orphans and widows.", "lg": "Ekibiina kino kiyamba bannamwandu ne bamulekwa." }
{ "en": "The investors made a lot of money from that project.", "lg": "Bamusigansimbi baakola ssente nnyingi mu puloojekiti eyo." }
{ "en": "I will join you later.", "lg": "Nja kukwegattako oluvannyuma." }
{ "en": "Break ups among employees often leads to general inefficiency.", "lg": "Enjawukana mu bakozi emirundi egisinga zireetera obuweereza obtatuukiridde." }
{ "en": "The report has all the details.", "lg": "Alipoota erimu buli kimu." }
{ "en": "The party had over one hundred flag bearers.", "lg": "Ekibiina kyalina abaakikwatira bendera abasoba mu kikumi." }
{ "en": "There is freedom of worship in Uganda.", "lg": "Mu Uganda mulimu eddembe ly'okusinza." }
{ "en": "\"The Dairy development authority has spearheaded milk production, processing and supply.\"", "lg": "\"Ekitingole kya Dairy Development Authority kiwomye omutwe mu kufulumya amata, okugalongoosa n'okugasaasaanya.\"" }
{ "en": "There are more cases of defilement in the area.", "lg": "Emisango gy'okwagala abaana abatanneetuuka mingi mu kitundu." }
{ "en": "Politicians are the architects of land wrangles.", "lg": "Bannabyabufuzi be baviirako enkaayana z'ettaka." }
{ "en": "They have been mentioned in the practice.", "lg": "Bakkooneddwako mu bikolebwa." }
{ "en": "These two women have been enemies since primary school.", "lg": "Abakazi abo ababiri babadde balabe okuva mu ssomero lya pulayimale." }
{ "en": "The district residents have been advised to register for free nets within four days.", "lg": "Abatuuze b'omu disitulikiti baweereddwa amagezi okwewandiisa bafune obutimba obw'obwereere mu nnaku nnya." }
{ "en": "Everyone has a right to seek justice.", "lg": "Buli omu alina eddembe okunoonya obwenkanya." }
{ "en": "Legal abortion access is still difficult in Uganda.", "lg": "Okuggyamu olubuto okukkirizibwa mu mateeka kukyali kuzibu mu Uganda." }
{ "en": "He took his wife to her mother after giving birth.", "lg": "\"Mukyala we bwe yamala okuzaala, yamutwala wa maama we.\"" }
{ "en": "She was late for the interview.", "lg": "Yatuuka kikeerezi okubuuzibwa ebibuuzo." }
{ "en": "Uganda's neighboring countries requested shares in the country's oil reserve.", "lg": "Ensi eziriraanye Uganda zaasaba emigabo mu mafuta g'eggwanga." }
{ "en": "He was sad to hear about his neighbor's death.", "lg": "Yanakuwala bwe yawulira okufa kwa muliraanwa we." }
{ "en": "The teacher was angry at that boy's misconduct.", "lg": "nan" }
{ "en": "This is a list of the new Members of Parliament.", "lg": "Luno lwe lukalala lw'ababaka ba paalamenti abaggya." }
{ "en": "People are many on water points which limits the quantity they can fetch.", "lg": "Abantu bangi mu bifo awaggyibwa amazzi ekikendeeza obungi bw'amazzi bwe basobola okufuna." }
{ "en": "We lost interest in the party.", "lg": "Twali tetukyanyumirwa kabaga." }
{ "en": "His son was more interested in playing football than going to school.", "lg": "Mutabani we yali ayagala kuzannya mupiira gwa bigere okusinga okugenda ku ssomero." }
{ "en": "There is a snake in that room.", "lg": "Mu kisenge ekyo mulimu omusota." }
{ "en": "\"In regret for her mistake, she begged for the arrest of children defaulting school .\"", "lg": "\"Mu kwejjusa olw'ensobi ye, yasaba okukwata kw'abayizi abataagala kusoma.\"" }
{ "en": "The suspects were poisoned by the mob.", "lg": "Ekibinja ky'abantu abanyiivu kyawadde obutwa ateeberezebwa okuzza omusango." }
{ "en": "What is his latest song?", "lg": "Luyimba ki lwe yaakafulumya?" }
{ "en": "The communities around the factory had a good share of social and economic problems.", "lg": "Ebitundu ebyetoolodde ekkolero by'alina obuzibu bunene mu bintu ebibagattira awamu ne mu byenfuna." }
{ "en": "Heavy taxes discourage foreign and local investment.", "lg": "Emisolo emingi gimalamu amaanyi abasigansimbi abagwira ne bannansi." }
{ "en": "The police is trying to do whatever it can to reduce on the road accidents", "lg": "Poliisi egezaako okukola kyonna ky'esobola okukendeeza obubenje ku nguudo." }
{ "en": "She has started her campaign for the position of district councilor.", "lg": "Atandise kakuyege w'okunoonya akalulu akanaamutuusa ku bwa kkansala bwa disitulikiti." }
{ "en": "Too much pressure causes anxiety.", "lg": "Okusindiikirizibwa ennyo kuleeta obweraliikirivu." }
{ "en": "A single income is not enough for basic needs.", "lg": "Enyingiza emu temala byeetago by'amakulu." }
{ "en": "Cases then fell to thirty in September and twenty-five in October.", "lg": "Abantu abaalwala baakendeera ne batuuka ku bantu asatu mu Ssebutemba era ne batuuuka ku bantu abiri mu bataano mu Okitobba." }
{ "en": "It is very hard to survive a highway car accident", "lg": "Kibeera kizibu nnyo okuwona akabenje k'emmotoka ku luguudo lwa mwasanjala." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "There is a statue in the middle of the park.", "lg": "Waliwo ekibumbe ky'omuntu wakati mu ppaaka." }
{ "en": "She knocked a stone and fell down.", "lg": "Yatomera ejjinja n'agwa wansi." }
{ "en": "The ball hit the window glass.", "lg": "Omupiira gwakuba endabirwamu y'eddirisa." }
{ "en": "He approved their actions.", "lg": "Yawagira ebikolwa byabwe." }
{ "en": "Instead of violence their other legal ways of confronting issues that affect us.", "lg": "Mu kifo ky'obuvuyo waliwo engeri endala eziri mu mateeka ez'okwanganga ensonga ezitukosa." }
{ "en": "Should they accept the changes?", "lg": "Bakkirize ebikyusiddwa?" }
{ "en": "He is the first prisoner to be released this morning.", "lg": "Ye musibe asoose okuteebwa ku makaya kuno." }
{ "en": "Is it possible that some people are not talented at all?", "lg": "Kisoboka okuba nti abantu abamu tebalina bitone wadde." }
{ "en": "Muslims are assumed to be terrorists.", "lg": "Abasiraamu bateeberezebwa okuba abatujju." }
{ "en": "The government is accountable to the public.", "lg": "Gavumenti evunaanyizibwa ku bantu." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "Everything is going electronic.", "lg": "Buli kintu kitandise kukolebwa ku masannyalaze." }
{ "en": "The woman enjoyed taking bean soup.", "lg": "Omukazi yawoomerwa okuwuuta ssupu w'ebijanjaalo." }
{ "en": "People fear being infected with the coronavirus.", "lg": "Abantu batya okukwatibwa akawuka ka kkolona." }
{ "en": "Some footballers use their earnings to help those in need within their communities.", "lg": "Abazannyi b'omupiira abamu bakozesa ssente ze bafuna okuyamba abantu abali mu bitundu byabwe." }
{ "en": "Taxis and lorries are both means of road transport.", "lg": "Takisi ne loole byombi bika bya ntambula ey'okuttaka." }
{ "en": "My father will be the guest of honor at our school's sports day.", "lg": "Kitange ye ajja okuba omugenyi omukulu ku lunaku lw'ebyemizannyo ku ssomero lyaffe." }
{ "en": "Workers should cooperate for the smooth running of the business.", "lg": "Abakozi balina okukolaganira awamu okusobola okutambuza obulungi bizinensi." }
{ "en": "I am tired of paying taxes.", "lg": "Nkooye okusasula emisolo." }
{ "en": "The clan elders requested us to unite for the sake of our children.", "lg": "Abakulu b'ekika baatusaba okubeera obumu olw'abaana baffe." }
{ "en": "Some wounds take long to heal.", "lg": "Ebiwundu ebimu birwawo okuwona." }
{ "en": "They engaged in barter trade.", "lg": "Beetaba mu busubuzi bw'okuwaanyisiganya ebyamaguzi." }
{ "en": "two weeks notice should be given to people before inviting them to the meeting.", "lg": "\"Nga tonnayita lukiiko, abantu balina okutegeezebwako wiiki bbiri nga terunnabaawo.\"" }
{ "en": "What legal document should a land owner have?", "lg": "Biwandiiko by'amateeka ki nnannyini ttaka by'alina okuba nabyo?" }
{ "en": "She blames the teacher for her failure.", "lg": "Okugwa kwe akunenyeza musomesa." }
{ "en": "Animals and plants are living things.", "lg": "Ebisolo n'ebimera bintu ebirina obulamu." }
{ "en": "There are many mountains in that region.", "lg": "nan" }
{ "en": "The district is supporting education to children in refugee communities.", "lg": "Disitulikiti eri mu kuyamba ku by'enjigiriza y'abaana mu bitundu by'abanoonyiboobubudamu." }
{ "en": "The legislators that failed to apologize were to face the disciplinary committee.", "lg": "Abateekamateeka abaalemererwa okwetonda baali ba kugasimbagana n'akakiiko akakwasisa empisa." }
{ "en": "\"As the registrar reached the judgment of the five judges, tension mounted.\"", "lg": "\"Munnamateeka bwe yatuuse ku kusalawo kw'abalamuzi abataano, abantu emitima gy'abeewanise.\"" }
{ "en": "He picked only ripe mangoes from the tree.", "lg": "Ku muti yanozeeko miyembe gyengedde gyokka." }
{ "en": "The hospital beds are not enough.", "lg": "Ebitanda bw'eddwaliro tebimala." }
{ "en": "I boiled the tea from the kettle.", "lg": "Kyaayi nnamufumbira mu bbinika." }
{ "en": "The authorities are directly involved in evicting wetland encroachers.", "lg": "Ab'obuyinza benyigidde butereevu mu kugoba abasenze mu ntobazi." }
{ "en": "What things were in the start-up kits?", "lg": "Bintu ki ebyali mu kiiti z'entandikwa?" }
{ "en": "Refugees have no access to better medical services.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu tebalina bya bujjanjabi birungi." }
{ "en": "Mayuge Sugar Industries Limited started production in two thousand and five.", "lg": "Ekkolero lya sukaali erya Mayuge Sugar Industries Limited lyatandika okufulumya sukaali mu nkumi bbiri mu etaano." }
{ "en": "You must buy a cultural marriage certificate for a successful introduction.", "lg": "Olina okugula ebbaluwa y'obufumbo mu bwakabaka olw'okwanjula okulungi." }
{ "en": "The region has not been rewarded properly.", "lg": "Ekitundu tekyaweebwa mpeera mu butongole." }
{ "en": "He is not in contact with the president.", "lg": "Tawuliziganya na mukulembeze wa ggwanga." }
{ "en": "My head is aching.", "lg": "Omukwe gunnuma." }
{ "en": "Menstruation is one of the challenges that keep adolescent girls out of school.", "lg": "Okugenda mu nsonga z'ekikyala kye kimu ku bisoomooza ebiremesa abawala abavubuka okubeera ku ssomero." }
{ "en": "Guidelines on social distancing are no longer being followed.", "lg": "Ebiragiro by'okwewa amabanga tebikyagobererwa." }
{ "en": "Bacteria can develop a resistance against some treatments.", "lg": "Endwadde ziyinza okulwanyisa obujjanjabi obumu." }
{ "en": "Community roads enable communities to earn more from their enterprises.", "lg": "Enguudo z'ebitundu ziyamba abantu okuganyulwa ennyo mu bye bakola." }
{ "en": "He has been battling cancer for five years.", "lg": "Abadde mulwadde wa kookolo okumala emyaka etaano." }
{ "en": "Many farmers are complaining about the pests which are destroying their crops.", "lg": "Abalimi bangi beemulugunya olw'ebiwuka ebyonoona ebirime byabwe." }
{ "en": "People eat pumpkins as food.", "lg": "Abantu balya ensujju ng'emmere." }
{ "en": "His father took them out on a trip to the game pack.", "lg": "Kitaawe yabatwala okulambula ekkuumiro ly'ebisolo." }
{ "en": "The little boys have played a lot today.", "lg": "Abalenzi abato bazannye nnyo leero." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "He left his home village at a tender age to play football in the city.", "lg": "Yava mu kyalo gy'azaalibwa nga muto n'agenda okuzannya omupiira mu kibuga." }
{ "en": "When is your wedding day?", "lg": "nan" }
{ "en": "Youths are being trained to play golf.", "lg": "Abavubuka batendekebwa okuzannya goofu." }
{ "en": "Uganda was in the throes of a one-party political system.", "lg": "Uganda yali mu bulumi obw'obukulembeze obw'ekibiina ekimu." }
{ "en": "The leader opposed his team on the age limit bill.", "lg": "Omukulembeze yawakanya ttiimu ye ku kiteeso ky'ekkomo ku myaka." }
{ "en": "Ten clans participated in the competition.", "lg": "Ebika kkumi bye byenyigira mu mpaka." }
{ "en": "He advised the members of parliament not to lift the presidential age limit.", "lg": "Ababaka ba paalimenti yabawa amagezi obutaggya kkomo ku myaka gya pulezidenti." }
{ "en": "He forged his academic documents to get a job.", "lg": "Yajingirira ebiwandiiko by'obuyigirize okusobola okufuna omulimu." }
{ "en": "We did not recognize the guy's face because he was wearing a mask.", "lg": "Tetwasobola kutegeera ffeesi ya musajja kubanga yali ayambadde akakookolo." }
{ "en": "Raise your hand if you know the answer.", "lg": "Wanika omukono bw'oba ng'omanyi eky'okuddamu." }
{ "en": "\"For a school to operate legally, it must have a license.\"", "lg": "Essomero okukolera mu mateeta lirina okuba ne layisinsi." }
{ "en": "Parents are not bothered about the whereabouts of their children.", "lg": "Abazadde tebafaayo ku ntambula z'abaana baabwe." }
{ "en": "I am the first child in my family to attend university.", "lg": "nan" }
{ "en": "\"During her time in Makerere, she was part of the table tennis team that won the gold medal.\"", "lg": "nan" }
{ "en": "Those two are brothers.", "lg": "Abo bombi ba luganda." }
{ "en": "\"In the water ecosystem, we create an aquatic habitat that has all sorts of connections.\"", "lg": "\"Mu bulamu bw'amazzi, tutonda ebintu ebibeera mu mazzi ebirina obukwatane obwa buli ngeri.\"" }
{ "en": "The companies received temporary ownership of the refinery.", "lg": "Kkampuni zaafuna obwannannyini obw'ekiseera obw'eddongoosezo." }
{ "en": "She went late for the nominations.", "lg": "Yagenda kikeerezi mu kusunsulwamu." }
{ "en": "The monkeys were jumping from one tree to another.", "lg": "Enkima zaali zibuuka okuva ku muti ogumu okudda ku mulala." }
{ "en": "She was sworn in as the District woman member of parliament.", "lg": "Yalayizibwa ng'omubaka omukyala owa disitulikiti." }
{ "en": "The winning team was three points ahead of my team.", "lg": "Ttiimu eyawangula yasingako ttiimu yange obubonero busatu." }
{ "en": "She is eight months pregnant.", "lg": "Ali lubuto lwa myezi munaana." }
{ "en": "Disagreements can either be settled or reconciled", "lg": "Obutakkaanya busobola okumalibwawo oba okuteeseganyizibwako." }
{ "en": "The hens are kept in a pen.", "lg": "Enkoko zikuumirwa mu kisibo." }
{ "en": "We are very patient.", "lg": "Tuli bagumiikiriza nnyo." }
{ "en": "He was part of the army that took over Kampala during the liberation war.", "lg": "Yali ku ggye eryawamba Kampala mu lutalo lw'ameenunula." }
{ "en": "Only the first three competitors received awards.", "lg": "Abasatu abasooka bokka be baafuna awaadi." }
{ "en": "He said we should help each other during the lockdown.", "lg": "Yagambye tulina okuyambagana mu biseera by'omuggalo." }
{ "en": "nan", "lg": "nan" }
{ "en": "There are many radio stations in Uganda these days.", "lg": "Ensangi zino mu Uganda mulimu emikutu gya leediyo mingi." }
{ "en": "They expressed their dissatisfaction.", "lg": "Baalaga obutali bumativu bwabwe." }
{ "en": "Women have come out to stand up for their rights.", "lg": "Abakazi bavuddeyo okulwanirira eddembe lyabwe." }
{ "en": "\"In some societies, marriage is delayed until all payments are made.\"", "lg": "\"Mu bitundu ebimu, obufumbo bulwisibwawo okutuusa nga ebisasulibwa biweddeyo.\"" }
{ "en": "The president encouraged the mourners at the funeral to remain strong.", "lg": "Pulezidenti yakubiriza abakungubazi ku lumbe okuba abagumu." }
{ "en": "Males dominate the fisheries ninety-eight percent.", "lg": "Abasajja ebitundu kyenda mu munaana ku kikumi be beefuga omulimu gw'obuvubi." }
{ "en": "We have a company meeting this afternoon.", "lg": "Tulina olukiiko lwa kkampuni ettuntu lya leero." }
{ "en": "We are members of this family.", "lg": "Tuli ba mmemba ba famire eno." }
{ "en": "Some teachers in government schools are striking because they are paid little money.", "lg": "Abasomesa abamu mu masomero ga gavumenti beegugunga kubanga basasulwa obusente butono." }
{ "en": "The kidnappers tied her up and left her in the forest.", "lg": "Abawambi baamusiba era ne bamuleka mu kibira." }
{ "en": "People ran after the thief and caught him.", "lg": "nan" }
{ "en": "Urban areas are constant suppliers of clean water in the country.", "lg": "Ebibuga bigabi by'amazzi mayonjo lubeerera mu ggwanga." }
{ "en": "What do you want to eat for dinner?", "lg": "nan" }
{ "en": "What do medical engineers do?", "lg": "Abasawo bakola ki?" }
{ "en": "She exclaimed in surprise when she saw the birthday gift her husband had bought for her.", "lg": "Yakungiriza mu kwewuunya ng'alabye ekirabo ky'amazaalibwa omwami we kye yali amugulidde." }
{ "en": "Many men no longer attend church.", "lg": "Abaami bangi tebakyagenda mu kkanisa." }
{ "en": "That couple served five different types of meat at their wedding.", "lg": "nan" }
{ "en": "People clear forests to carry out farming.", "lg": "Abantu basaanyaawo ebibira okulimirako." }
{ "en": "The prime minister will be addressing the nation today.", "lg": "Ssaabaminisita ajja kuba ayogerako eri eggwanga leero." }
{ "en": "His family will take over his property when he travels.", "lg": "Ab'enganda ze bajja kutwala ebintu bye bw'anaagenda." }
{ "en": "The district should give contracts to capable construction firms.", "lg": "Disitulikiti erina okuwa endagaano kkampuni ezirina obusobozi okuzimba." }
{ "en": "A lot of people were killed in the war.", "lg": "Abantu bangi abattibwa mu lutalo." }
{ "en": "He stirred the soup three times.", "lg": "Enva yazitabulamu emirundi esatu." }
{ "en": "She responded with great pride.", "lg": "Yazzeemu n'amalala mangi." }
{ "en": "Muslims make pilgrimages to Mecca.", "lg": "Abasiraamu balamaga e Meka." }
{ "en": "Its journalists have won numerous awards.", "lg": "Bannamawulire baayo bawangudde engule eziwera." }
{ "en": "The leader spoke to the journalists.", "lg": "Omukulembeze yayogerako eri bannamawulire." }

Dataset Card for "processed_demo"

More Information needed

Downloads last month
38