text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_28230424.wav|Okunoonyereza kwa poliisi kutera okulwawo ne tusigala nga tetulina kyakuddamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23753518.wav|Obadde okimanyi nti gwe alondeddwa nga omusika w'omugenzi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325225.wav|Era oli kasita ayogera ku maama we obubi nga bavaawo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27963819.wav|Mu nsi ezo okukomolebwa kukolebwa lwa nsonga za ddiini |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155450.wav|Obudde anti wo buzze ku bunnaabwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28010817.wav|Namugamba nti nafunye omuwala omulungi, |
resampled_wavs/common_voice_lg_28352006.wav|Bali mu kusomesa bantu ku bulabe obuli mu kufuuwa sigala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28294189.wav|Omutaka oyo ye Kaganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771357.wav|Onooba tokyalina budde bukusobozesa kuyiga ebintu ebimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357520.wav|Olwamaliriza ebigambo bye kwe kubuuza oba waliwo alina ekiraamo ky'omugenzi naye nga buteerere. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28354086.wav|Wankaaki gwe mulyango omukulu oguyingira mu lubiri. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772238.wav|Kayiwa omutuuze mu Nsike zooni mu Ndeeba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209598.wav|Emmere y'omulwadde yavanga jjinja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27840648.wav|N'akasanvu k'owulira, baatufuula abaddu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28069290.wav|Oluvannyuma lw'akabenje k'emmotoka yabadde takyasobola kutambula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27985289.wav|Amatikkira Jubireewo gajja kuzibwa Ogwomusanvu nga asatu mu lumu mu Lubiri e Mengo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27808760.wav|Oyo omuyimbi omumanyi bulungi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28238800.wav|Obusaanyi buno obw'obulabe busibuka wa? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24862278.wav|Ekitongole ky'ebibira ekya National Forestry Authority kirina mugaso ki mu Uganda? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28124257.wav|Ssenkulu Kyewalabye alabudde abafera abantu ku ttaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331660.wav|Ekidomola mbu yakisuula eri n'alyoka akuba omulanga nti, 'Omwana wange!'' |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325021.wav|Eyali akukubiriza yali mukyamu kuba naye okulondebwa kwe kwali kukyamu era kulina okuddibwamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24778215.wav|Endoddo bayinza kuzikozesa ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24475783.wav|Ennaku zino ssennyiga mungi nnyo mu bantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066989.wav|Obulungi kye ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27912794.wav|Wabula bambi ekkubo lya mubula olw'enzikiza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28276398.wav|Ab'okuntikko bavunaanyizibwa ku kusalawo ku bintu ebimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28222580.wav|Weerabirire bulungi osobole okuba n'ebirowoozo ebirungi mu kiseera kino ekya nnawookeera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27805266.wav|Ky'otayinza Mukasa ye yali omukubi w'amadinda omukulu mu lubiri lwa Ssekabaka Daudi Chwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28146493.wav|Lwaki oyagala nnyo omukyala oyo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28170523.wav|Abantu b'ewaffe bambala embugo ezenkanankana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27800196.wav|Kalonda oyo yenna abaawo ng'obudde bukya yeeyavaako n'enjogera egamba nti, 'weeronda ng'obukya! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28330941.wav|Kale nno baasalawo nti ebirowoozo ebyo bifiibweko nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325004.wav|Bwentyo bwe nategedde nti kkooti enneetaaga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27753789.wav|Ennyambala y'abaana bawala ensagi zino mu butuufu ebayiwayo nnyo ! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28010615.wav|Mukasa ye yasooka okukolera mu bizimbe bino ng'ategeeraganye ne nnannyini byo |
resampled_wavs/common_voice_lg_24829402.wav|Ekibiina ekiddukanya omupiira gw'ebigere kisiimye abazannyi abasinze mu sizoni. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325144.wav|Ku muliraano baafiiriddwa omwana waabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27775401.wav|Baalemeddwa okusalawo ku ani gwe baba baleeta ku bwa Sipiika bwa Palamenti y'ekkumi n'emu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24844494.wav|Kino kyetaagisa ttiimu okuteeba goal. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24924462.wav|Bitendo ki omusomesa omulungi by'aba nabyo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24044007.wav|Bw'oba wakwekebeza ndwadde y'obukaba ng'oli mufumbo genda ne mukyala wo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27822663.wav|Waliwo ebifo ebirina ebyapa eby'emirundi ebiri ng'ekimu kya Mmayiro ate ng'ekirala kya freehold. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861098.wav|Buzibu ki obuva mu kutema emiti? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24815329.wav|Disitulikiti erina okubeera n'enkola erambika enzisa y' amateeka mu nkola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807931.wav|Omuntu okubinula amabende kwe okugejja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27900475.wav|Emyaka mitono egyayita, waliwo abantu abaafa nga banywedde omwenge ogwalimu obutwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398029.wav|Tolina kwetwala nga ggwe mumanyi wekka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28020725.wav|Kiyiyta mu luggya njogera eyatandikira ku Kabaka Kamaanya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27783871.wav|Ebigezeso ebyo bisobola okugezebwa, omulundi gumu mu kugezesebwa kumu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25094668.wav|Yalondebwa ku bwomuzannyi asinga mu luzannya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23727827.wav|Omukazi okufumba emyaka n'emyaka yeetaaga kulimbibwa na buntu butonotono. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27956748.wav|Kkansala Muhammad Sserigginya ayagala Kkaadi ya Kawempe North olumaze okusunsulwamu n'ategeeza nti kkaadi agimaze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24005338.wav|Omusujja ennaku zino mungi nnyo mu baana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28292967.wav|Nzize ne mutabani wange oboolyawo naye anaayiga nti tuli Baganda abalina bajjajja abatulungamya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488277.wav|Olulimi luyamba nnyo omuyizi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24814886.wav|Enguudo za kkoolansi zanguya entambula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28504953.wav|Omungereza naye agamba nti 'Necessity is the mother of invention.' |
resampled_wavs/common_voice_lg_24143730.wav|Alowooza ku mirimu gy'asuubira okukola nga akuzze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28156069.wav|Bizinensi ezisinga mu Uganda zesigama ku masannyalaze okukola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28197779.wav|Kigambibwa nti singa osekula ekiro, obeera osera bantu b'ewammwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28389435.wav|Abazadde bawakannyizza kaweefube w'okulwanyisa olukusense ne ppooliyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28294739.wav|Lukomera gamba wazze wano nga tolina kikuleese? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28342386.wav|Leero njagadde okwogerako ku nsobi z'empandiika ezaakyama. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28342134.wav|Okusoma okwa waggulu kwa buseere ekireetera abawanduka mu masomero okweyongera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23758041.wav|Omwana alina amateeka agamukugira okutulugunyizibwa era bw'okwatibwa osibibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28154648.wav|Kampala yeeyongedde okuwandiisa omuwendo gw'abalwadde ba ssennyiga omukambwe omunene. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25011583.wav|Kiki ekireeta ebbula ly'emmere? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28219555.wav|Obusosoze mu langi bungi nnyo mu nkambi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209268.wav|Abakulembeze b'omulundi guno baavu nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28237679.wav|Lyo erinnya lya Nsamba lya nnono. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28199345.wav|Kino kikoleddwa olw'abavuzi ba bbooda bbooda abeeyongedde okujeemera ebiragiro bya gavumenti ku kuziyiza ekirwadde kya Kolona. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28469556.wav|Ono abalagidde okudda n'olukalala lw'ebyo bye baalina okukola naye ne batafuna nsimbi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28276324.wav|Pulezidenti ateekeddwa okuweebwa obukuumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28281928.wav|Kimanyikiddwa kubanga buli omu kyamukolera bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27760156.wav|Omuwala bwe yabanga atwalibwa ng'olwo ate baleeta kaasuzekatya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28515128.wav|Amatu gaffe nago gatuyamba okuwulira bye tusoma. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25059767.wav|Ekigendererwa ky'amalwaliro ekikulu kya kuwonya bulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23901926.wav|Omwana ono omuwanvu avugira atya eggaali mu kyenda? |
resampled_wavs/common_voice_lg_23754277.wav|Ekiwandiiko ky'agenda okuwandiika simanyi kwe kikwata. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24480461.wav|Ezo emboga ze tugenda okulya olwaleero ffe abaazeerimira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28206219.wav|Ensimbi ze baamuleeteranga yazinkwasanga nga bw'ankuutira nti, 'ziterekere ddala wala mwana wange.' |
resampled_wavs/common_voice_lg_27775876.wav|Ekisenge tekifuuyibwa naye kiyooyootebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28283276.wav|Naye oteekwa okukimanya nti masiki oba akakookolo kakola bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28239121.wav|Omukulu yasiima bya nsusso olwo naye bwe yali amuddiza yakwasaako ebiri. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317969.wav|Yamusiriikirira okumala akaseera kawanvu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28156039.wav|Besigye mu kulonda okwasembayo yafuna ebitundu asatu mu bitaano n'obutundutundu buna ku kikumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28011293.wav|Abaganda abaddukira e bugwanjuba baayitibwa Banyaruguru. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28290844.wav|Akakiiko akaddukanya ebyobulamu mu Arua kalina okwongera ku mutindo gw'amalwaliro mu Arua yonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28087137.wav|Okukozesa enkola z'ekizaalaggumba ez'enjawulo kye kiyitibwa entegeka y'ezzadde |
resampled_wavs/common_voice_lg_28138594.wav|Abavubuka be bakola ekitundutundu ekinene eky'abakozi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27871984.wav|Okunoonyereza kuno kwagendererwa okulaga ennimi ezeeyolekera mu lwatu mu masomero ga pulayimale mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28087314.wav|Abayizi abamalako obulungi ddiguli zaabwe tebateekeddwa kutuula waka wabula banoonye emirimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325020.wav|Pikapu okwali ebintu yatuuka ku dduuka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28197753.wav|Obwakabaka bwa ddembe okubanja ebintu byabwo okuva mu gavumenti. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27759972.wav|Eby'okunaaba nga biwedde oteekwa okulaba era nti akamwa ko buli kiseera kayonjo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28306633.wav|Enkalala zirina okubeera nga za bantu bakulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28306429.wav|Waliwo okunoonyereza okwakolebwa ekitongole eky'obwannakyewa nga kukwata ku byanjigiriza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24785414.wav|Eby'emizannyo bikolebwa bulungi mu ngoye z'ebyemizannyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28147346.wav|Ye Bwanamukulu w'ekigo ky'e Bateremu. |
End of preview. Expand
in Dataset Viewer.
README.md exists but content is empty.
- Downloads last month
- 34