Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Abaana abakolere mu bucupa
IVF
Okuwakisa mu bucupa
IVF
Abaana abakolere mu bucupa
In Vitro Fertilisation
Okuwakisa mu bucupa
In Vitro Fertilisation
Kasalabbuto
Bariatric Surgery
kubembula masavu
Bariatric Surgery
Ssweeta ey鈥檕mulembe
Modular Operation Theatre
Ebyamannyo
Dental
Ebitanda okuzaalirwa
LDR Suits
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya
LDR Suits
Ebitanda okuzaalirwa
Labor Suits
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya
Labor Suits
Ebitanda okuzaalirwa
delivery suits
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya
delivery suits
Ebitanda okuzaalirwa
recovery suits
Olunnyo lw鈥檕mu ssanya
recovery suits
Enzijanjaba ezuukusa ebitundu obusimu
Occupational Therapy
Enzijanjaba ezuukusa ebitundu by鈥檕busimu
Occupational Therapy
Lukebera
Pathology
Okusannyalala
Stroke
Situlooko
Stroke
Akasaayi kitukutwe
Thrombosis
Akasaayi akeetukutukidde mu musuwa
Thrombosis
Akatole k鈥檕musaayi mu musuwa
Thrombosis
Akasaayi sirombooso
Thrombosis
Okusannyalaza
Anaesthesia
Okusannyalazaako ekitundu
Epidural
Okusannyalazaako ekitundu
regional anaesthesia
Omukazi eyalongoosebwamuko omwana okuzaala omulala nga talongooseddwa
Vaginal Birth After Caesarean
Ssaayansi w鈥檈ndwadde z鈥檈nsigo
Nephrology
Okulongoosa omusaayi oguli mu mubiri n鈥檈byuma
Haemodialysis
Okulongoosa omusaayi n鈥檃kabubi k鈥檕mu lubuto
Continuous Ambulatory Peritoneal Dialysis
Olulibaliba
Peritoneum
Obutwa mu mubiri
Toxins
Okusimbuliza ekitundu ky鈥檕mubiri
Transplantation
Okusimbuliza omutima
Heart transplant
Okusimbuliza ensigo
Kidney transplant
Okumenyaamenya emmere
Metabolism
Ebiriisa kazimbamubiri
Proteins
Ebiriisa kawamaanyi
Carbohydrates
Katuggululabinywa
Creatine
Ebisigala bya kataggululabinywa
Creatinine
Ebipimo by鈥檈ntujja y鈥檕mutima ogukuba ennyo
Systolic blood pressure readings
Ebipimo by鈥檈ntujja y鈥檕mutima oguwummudde
Diastolic blood pressure readings
Entujja y鈥檕mutima esinga okuba waggulu
Systolic pressure
Entujja y鈥檕mutima esinga okuba wansi
Diastolic pressure
Katanywaddagala
Naturopathy
Kaanikandwadde
Homeopathy
Obusibage
Immune system
Kalwanyisandwadde
Immune system
engabo y鈥檈ndwadde
Immune system
Kattabusibage
HIV
Kattabusibage
Human Immunodeficiency Virus
Kattabulumi
Endorphins
Eddagala kasirisabulumi
Analgesic
Obutalumwa
Analgesia
Amaaso okuyimbaala olwa kompyuta
Computer Vision syndrome
Eddookooli
Thyroid gland
Endwadde y鈥檈ddookooli
Goitre
Kazimbyaddookooli
Goitre
Endagabujjanjabi
Prescription
Ayodiini w鈥檈ddookooli
Radioiodine
Kkansa omusirikitu
Microcarcinomas
kookolo omusirikitu
Microcarcinomas
Kookolo omunene
Macrocarcinomas
Kkansa omunene
Macrocarcinomas
Yinsuliini
Insulin
Kizuuzi w鈥檈ndwadde
Biopsy
Kawagamubiri w鈥檈ddookooli
Levothyroxine
Nnamusuna
German measles
Kawaali
Small pox
Olukusense
Measles
Omulangira
Measles
Amakebe
Sebaceous glands
Ekibondo kanyirizalususu
Sebaceous glands
Kyenvu w鈥檈ggi
Retinol
Ebiriisa bya vitamiini A
Retinoid
Okwokebwa abalongo
VITILIGO
Okwokebwa abalongo
Leucoderma
Kookolo w鈥檕lususu
Carcinoma
Endwadde y鈥檈bipaapi
Eczema
Kabootongo
Syphillis
Katabuladdagala
Chemist
Omutabuzi w鈥檈ddagala
Chemist
Mukugu mu nkozesa y鈥檈ddagala
Pharmacist
Kagabaddagala
Dispenser
Puleesa eya waggulu
Hypertension
Amaaso okuyimbaala
Age related macular degeneration
Omukozi wa gaalubindi
Optician
Kakolagaalubindi
Optician
Firimu y鈥檈riiso
Retina
Endabirabi y鈥檃maaso
Macula
Endabiso y鈥檃maaso
Macula
Akayuuya
Sickle
Omuyuuya
Sickler
Olubuto okwesiba
Constipation
Okupiripiisa
Enema
Obulemu obuzaale
Congenital
Ebizimba ebirimu kawuuzi
Multiple Sclerosis
Obucuuzicuuzi bw鈥檕mubiri
Prostaglandins