Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Ennyingo
nomial
Ennyingo ezifaanagana
like terms
Nnyingo ezikwatagana
like terms
Ennyingo ezitafaanagana
unlike terms
Nnyingo ezitakwatagana
unlike terms
Ekibalo ky'ennyingo
Mathematics of nomials
Ekibalo ky'ennyingo
Mathematics of Polynomials
Nnyingo emu
Monomial
Nnyingo bbiri
bionomial
Nnyingo satu
Trinomial
Enjawuzo eya kyebiriga ebbiri
The difference of two squares
Emigerageranyo ,Ebigerageranyo n鈥檈migendaganyo
Ratios, Rates and Proportions
Ekituukiriro
event
ekituuko
event
Ebisoboko
outcomes
Omugereko gw鈥檈bisoboko
probability space
Omugereko gw鈥檈bisoboko
probability set
Ebituuko eby鈥檈jjuuliriza
complementary events
Ebituuko ebyetengerevu
independent events
Ebituukiriro ebitali byetengerevu
dependent events
Ensatuze
dice
Ekinusu
coin
Omutwe n鈥檈kikira
head and tail
Ebituukiriro ebitasobola kubaawo mu kiseera kye kimu
mutually excussive events
Ebituukiriro ebisobola okubaawo mu kiseeta kye kimu
mutually inclusive events
Omugerageranyo
ratio
Emigerageranyo
ratios
Ebigerageranyo
rates
Ekigerageranyo
rate
Omugendaganyo
proportion
Emigendaganyo
proportions
Ebikyusaganyo
Transformations
Ekiseetuko
displacement
Kalonda n'Ekisngekakaloda
Data and statistics
Kalonda
data
Okusengeka kalonda
to arrange data
Ekisengekakalonda
statistics
Kalonda omusengeke
statistics
Emisengeko gya kalonda
statistical patterns
Okukung鈥檃nya kalonda
data collection
Okutaputa kalonda
to interpret data
Kalonda ow鈥檈ndagabungi
quantitative data
Kalonda ow鈥檈ndagamutindo
qualitative data
Ekibalo eky鈥檕busuubuzi
Busines Math
Ekyewolo
loan
Ebbanjo
loan
bwasiisi
Commission
Ekigambululo kya Bbanka
bank statement
Omujjuulirizo
subsidy
Enzijuulirirzo
subsidy
Nakyenkanyanjuyi ne Nakyekubira
Equations and Inequalities
Nakyekubira
Inequality
Ekibazamusikiza
substitution
Musikiza
substitution
Okusikiza namba
to substitute a variable with a number
Akenkanyanjuyi
the equals sign
Emifunza ne Kyekubisa
Exponents and Logarithms
ekibalo y'emirundi emifunze
exponentiation
Akafunza
the power of a number
Ekikolo
the base or the number at the base of an exponent
Enfunzo
the base or the number at the base of an exponent
okugattika
blending
okugaziya amakulu
semantic extension
Ekisengeko
matrix
Emisengeko
patterns
ekibalo ky鈥檈misengeko
the math of patterns
egy鈥檈migalamiro
rows
emisaimbalaala
columns
Okukwanaganya
to relate
Okukwanaganya
to coordinate
Ekikube
Drawing of a table
Ekikwataganya
Coordinate graph
Eki for ekikube ekya ggulaafu
Drawing of a graph
Ettoloovu
round about
Ekibazamukisa
probability
ekibalo ky鈥檕mukisa
the mathematics of chance
Omusimba
base
omusingi gw鈥檈nnamba
number base