Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Okuwunya olutuuyotuuyo
Malodorous sweat
Kakubisamutima
Pacemaker
Endwadde y鈥檕busimu obutambuza omubiri
Motor neuron disease
Endwadde esannyalaza omubiri
Amyotrophic lateral sclerosis (ALS)
Omubiri okusika amasannyalaze
Electrosensitivity
Okusinduukirirwa emmeeme
Nausea
Mulalama
Meningitis
Mulalama ava ku buwuka bwa kuliputokoko
Cryptococcal meningitis
Akafuba
Tuberculosis
Olufuba
Asthma
Asima
Asthma
Abakugu mu ndwadde z鈥檈bigere
Podiatrists
Okussa ku mulwadde amazzi oba omusaayi
Transfusion
Ssukaali okukka ennyo
Hypoglycemia
Ssukaali okulinnya ennyo
Hyperglycemia
Okuyulika kw鈥檈kibebenu ky鈥檈vviivi
Meniscus tears
Okulunguula ebinywa
Tendinitis
Ggaamu w鈥檕mubiri
Collagen
Okufa kw鈥檈kitundu ku mubiri
Necrosis
Kattabuwuka
Antiseptic
Ebituulituuli
Blisters
Mugaba
Stria gravidarum
Okulunguula kw鈥檕lususu
Cellulitis
Eddagala erijjanjaba okulunguula kw鈥檕lususu
Anti-cellulitis
Okuweekeera
Stridor
Okulunguula kw鈥檃kasaanikira k鈥檃mamiro
Epiglottitis
Okulunguula kw鈥檃kasaanikira k鈥檈kimiro
Epiglottitis
Homoni z'ekisajja
Testosterone
Kakozzalukizi
Spinal Muscular Atrophy (SMA)
Kattabulumi
Analgesic
Obujjanjabi
Therapy
Amasira mu musaayi
Septicemia
Okuzimba omutima
Ventricular hypertrophy (LVH)
Ekitundu ky鈥檕mutima ekya kkono okuzimba
Left ventricular mass
Omukugu mu ndwadde z鈥檕mu lubuto
Gastroenterologist
Abalwadde abatali ba bitanda
Outpatients
Abalwadde abali ku bitanda
Inpatients
Kalabamunda
ENDOSCOPY
Endagabutonde
DEOXYRIBONUCLEIC ACID
Endagabutonde
DNA
Kaanikanda
Radiology
Kompyuta kaanikanda
CT Scan
Kativvi
CT Scan
Kakebejjanda
Ultrasound
Essomo ly鈥檈ndwadde z鈥檕mutima
Cardiology
Kalondoozi w鈥檃masannyalaze g鈥檕mutima
Electrocardiography
Likodi y鈥檃masannyalaze g鈥檕mutima
Electrocardiogram
Katangaazamutima
Echocardiography
Kakebejjamutima
Holter Monitoring
Kakebejjamisuwa
CT Angiogragraphy
Okukuba ebifaananyi munda mu mubiri
Multi Slice
Okulongoosa omusaayi oguli mu mubiri ng鈥檕kozesa ebyuma
Dialysis
Kafusabyuma
Continuous Renal Replacement Therapy
Omubiri okwejjanjaba
Physiotherapy
Okwekebejja omukka oguli mu musaayi
Arterial Blood Gas
Emmere ddagala
Dietetics
Ebyendiisa
Nutrition
Awajjanjabirwa abayi
Intensive Care
Okulongoosa
General surgery
Okulongoosa omuntu nga tomusaze
Minimally invasive surgery
Endabirira y鈥檕mukazi ng鈥檃zaala
Obstetrics
Enzijanjaba y鈥檕bukazi
Gynaecology
Ennongoosa ey鈥檃katuli
Laparascopic gynaecology
Okujjanjaba abaana
Paediatrics
Enzijanjaba y鈥檃baana
Paediatric care
Okujjanjaba abawere
Neonatology
Okuyunga n鈥檕kujjanjaba amagumba
Orthopaedics
Kakebejjannyingo
Arthroscope
Okulongoosa ennyingo ng鈥檕kozesa kakebejjannyingo
Arthroscopic surgery
Okulongoosa obusimu
Neurosurgery
Okujjanjaba ebizimba
Medical oncology
Omukugu mu kujjanjaba ebizimba
Oncologist
Kawagamubiri
Hormones
Enzijanjaba y鈥檈bitundu ebifuka
Urology
Okujjanjaba emitima
Cardiology
Endabirira y鈥檃bayi
Critical care
Endabirira y鈥檃bawere
Neonatal Care
Amatu, ennyindo n鈥檈mimiro
ENT
Okulongoosa mu matu, ennyindo n鈥檈mimiro
Endoscopic ENT Surgery
Kakyusandabika
Plastic surgery
Okutereeza n鈥檕kuzzaawo endabika y鈥檈kitundu ku mubiri
Reconstructive surgery
Ennongoosa y鈥檈bitundu ku mutwe n鈥檃kamwa
Oral and Maxillo facial surgery
Enzijanjaba y鈥檈bitundu ebikola ku kussa
Pulmonology
Enzijanjaba y鈥檕lubuto n鈥檈byenda
Gastroenterology
Enzijanjaba y鈥檈kibumba, akalulwe n鈥檃kataago
Hepatology
Ekibumba
Liver
Akalulwe
Gallbladder
Akataago
Pancreas
Enzijanjaba eteri ya kulongoosa
Internal medicine
Obujjanjabi obuweebwa ab鈥檕mu maka
Family medicine
Obukugu bw鈥檕kujjanjabisa amayengo g鈥檃masannyalaze
Radiology
Obukugu bw鈥檕kujjanjaba endwadde z鈥檕bwongo
Clinical Psychology
Enzijanjaba z鈥檕mun每o
Practology
Okulongoosa emisuwa n鈥檃masannyalaze
Venous Laser Surgery
Okulongoosa amagumba g鈥檈nkizi
Percutaneous Laser Disc
Okulongoosa amagumba olugongo
Percutaneous Laser Disc
Enzijanjaba y鈥檃maaso
Ophthalmology
Ekkeberero ly鈥檈mitima
Catheterisation Laboratory
Ekkeberero ly鈥檈mitima
Cath Lab
Kakebejjansigo
Nephrology