Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Nnabaana
Uterus
Nnabaana okugwa
Uterine prolapsed
Ebisa
Uterine contractions
Nnakayaga
Tetrahydrocannabinol
Nnakayaga
THC
Kawunzabwongo
Psychotropic
Puleesa eya wansi
Hypotension
Katuggamisuwa
Serotonin
Katambuzabusimu
Neurotransmitter
Katababusimu
Synapse
Eddagala masanyu
Selective serotonin reuptake inhibitors
Ensaasaanya y’endwadde
Epidemiology
Ebinnyonnyola endwadde z’omu musaayi
Genomics
Ssaayansi w’enkula y’omutima
Cardiovascular genomics
Enkola y’obusimu
Neurochemistry
Okulwala obuko
Parkinson’s disease
Kawagabusimu
Dopamine
Kakerenda akazaale
Gene
Kakerenda kaava ku lubaya
Gene
Kootakoota
Scoliosis
Amakiro
Eclampsia
Kattabwongo
Huntington’s Disease
Kakyusabutonde
Mutation
Kawuuzi mu kibumba
Cirrhosis
Empulirizo z’omutima
Cardiac sensors
kkansa w’omu musaayi
Leukemia
Kookolo w’omu musaayi
Leukemia
Okukozesa eddagala okujjanjaba kookolo
Chemotherapy
Akataffaali nnakizaalizi
Stem Cell
Kookolo w’amagumba
Lymphoblastic Leukaemia
Omulwadde abadde ku kitanda okusiibulwa mu ddwaaliro
Discharge
Olusirasira
Discharge
Oluzzizzi
Discharge
Obusomyo
Bone marrow
Okusirisa omuntu agenda okulongoosebwa
General anaethetic
Kawagamubiri ow’obunkenke
Cortisol
Ebibuno
Gums
Kalwanyamubiri
Cytokines
Okutomerwa endiga
Acquired Erectile dysfunction
okufa amaka
Acquired Erectile dysfunction
Omufiirwa
Natural erectile dysfunction
Kavunzabibuno
Periodontal Disease
Kaboola
Gingivitis
Kawangulamannyo
Periodontitis
Ennyingo ezimeketa
Arthritis
Ennyingo ez’akabuutu
Rheumatoid arthritis
Akamwa
Oral Cavity
Ebituli mu mannyo
Dental cavities
Entabiro y’akawanga n’ensingo
Craniocervical junction
Kannyogozandwadde
Cryotherapy
Ebinywa
Ligaments
Endwadde y’okugugumuka
Post-traumatic stress disorder
Eggumba ekkolerere
Bionic bone implant
Eggumba Magezigabaganda
Bionic bone implant
Omubiri omukolerere
Prosthesis
Omubiri Magezigabaganda
Prosthesis
Ennyingo eya ppata
Hinge joint
Okusimbuliza olususu
Skin graft
Eggumba nnakataba
Bone graft
Eggumba Magezigabaganda
Prosthetic bone
Eggumba ekkolere
Prosthetic bone
Eggumba ly’omukono erya waggulu
Humerus
Katuuka
Prostate
Entula z’abasajja
Testes
Ebibeere
Testes
Okwekebejja Akatuuka
Prostate biopsy
Obujjanjabi obwa kawunyira
Aromatherapy
Okutangaaza’ Ekisire y’ebitundu by’abasajja eby’ekyama
Transrectal Ultrasounds
Ekyebikiro ky’Akatuuka
Prostate Specific Antigen
Kookolo w’Akatuuka
Protate Cancer
Ebizimba mu ne ku nnabaana
Fibroids
Ekizimba ekirimu kawuuzi
Cystic Fibrosis
Kaabuvubuka
Puberty
Ensenke
Cataracts
Endwadde y’okuwuba
Autism
Omutima okwesiba
Cardiac arrest
Obusawo obwa kiyambi
Paramedics
Palamediki
Paramedics
Omusawo kiyambi
Paramedics
Okuzirika
Coma
Kkoma
Coma
Omusirisa w’abalwadde
Anesthesiologist
Ssaayansi w’okusirisa abalwadde
Clinical anesthesiology
Kattabulumi
Opioid Fentanyl
Okwekebejja emirambo
Autopsy
Obujjanjabi bw’omulongoose
Perioperative Medicine
Omukugu mu by’obutwa
Taxicologist
Ddoozi enzijuvu
Therapeutic dose
Obujjanjabi
Therapy
Obulwadde bw’omutima obuzaale
Congenital Heart Condition
Olususu lw’omu kamwa
Oral epithelium
Ebinnyo
Natal teeth
Amannyo agamera oluvannyuma lw’okuzaalibwa
Neonatal teeth
Embeera y’amannyo enzaale
Congenital teeth
Malibuttole omuzaale
Hypodontia
Amannyo agamerera mu lubuto
Foetal teeth
Amannyo amabereberye
Decidual teeth
Ekibebenu
Cartilage
Ennyingo
Joints
Ssaayansi w’obulamu
Biology