Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Bayologiya
Biology
Ssaayansi w鈥檈nkola
Physiology
Kayungirizi
Catalyst
Njolekaluse
DNA
Njolekabutonde
DNA
Ndagabutonde
DNA
Njolekaluse
Deoxyribose Nucleic Acids
Njolekabutonde
Deoxyribose Nucleic Acids
Ndagabutonde
Deoxyribose Nucleic Acids
Entonda y鈥檈kintu
Anatomia
Enkula y鈥檈kintu
Anatomia
E艐艐umbagumba
Skelton
Obuligirigi
Spinal processes
Enkizi
Spinal cord
Ebinywa
Tendon
Ligamenti
Ligament
Emisuwa katwalamusaayi
Veins
Omusuwa Kaggyamusaayi
Artery
Nkoto
Hind head
Nkoona
Occiput
Mpumi
Forehead
Lususu
Skin
Mugaba
Sretchmarks
Mugaba
strae
Emmembe
Eshcar
Olwala
Nail
Ebinyinyi
Eye discharge
Obukoowekoowe
Eyelashes
Ebisige
Eyebrows
Ekiwalaata
Bald head
Ebyenkwawa
Armpit hair
Akalevu
Chin
Ekirevu
Beard
Nnyindo
Nose
kalindaminyira
Nosal septum
Okutu
Ear
Akakongovule
Ankle
Vviivi
Knee
Olukokola
Elbow
Oluteega
Archilles tendon
Amalusu
Saliva
Okukontola
Click sound
Kawompo
Fontanelle
Kisinziiro
Heel
Nkwawa
Armpit
Okugwa emmeeme
Rectal prolapsed
Obwongo obulabika
Brain
Obwongo obutalabika
Intelligence
Amagezi
Intelligence
Omwoyo
Soul
Ekifuba
Chest
Kibegabega
Shoulder
Mumiro
Oesophogus
Kimiro
Trachea
Olubuto
Stomach
Ekibutobuto
Abdomen
Ekyenda ekinene
Large intestine
Ssebusa
Stomach
Ebyenda
Intestines
Kikulumu
Duodenum
Kataago
Spleen
Kabengo
Enlarged Spleen
Akawago
Urinary bladder
Akalulwe
Gallbladder
Ekkubo lya nakakaawa
Bile duct
Ennuuni
Pancreas
Ekisaanikira ky鈥檃kamiro akato
Epiglotis
Akabikka akamiro akato
Epiglotis
Kaloboozi
Voice box
Kaloboozi
vocal cords
Kaloboozi
Larynx
Obutaffaali
Cells
Oluzzizz
Lymph
Entuuyo
Sweat
Olutuuyotuuyo
Diaphoresis
Omuzigo kabirikaliiri
Sebum
Ekibondo
Gland
Ekibondo ky鈥檕luzzizzi
Lymph
Ekibondo ky鈥檃malusu
Salivary glands
Ensigo
Kidney
Enkwaso
Sperms
Eggi
Ovule
Ekisu ky鈥檈ggi
Ovary
Ensongobe
Foetus
Ekitanyi
Placenta
Omwana ow鈥檈mabega
Placenta
omwana owookubiri
Placenta
Okuzaala
Delivery
Okwosera
The period between delivery and another conception
Obwannakawere
Puerperium
Ekirira
Umblical cord
Obwosi
Kwashiakor
Okuzzaako
Child spacing
Ekireego
Marasmus
Omusujja gw鈥檈nsiri
Malaria
Omusujja gw鈥檕mu byenda
Typhoid
Nnamusuna
Chicken pox
Bigenge
Leprosy
Kawaali
Small pox
Ekiddukano
Diarrhea