wav2vec2-luganda / log_common_voice_lg_test_targets.txt
cahya's picture
updated the results
1f640d7
0
ebintu bizibu okimanyi maama womwana oyo yeetuze lwa bbaawe kuwasa mukyala mulala
1
tugenze mu kkanisa naye omubuulizi atulangidde okusaba ku nnaku enkulu zokka
2
bwolaba omuzeeyi nga akyattunka nokunoonya ssente omanya nti teyateekerateekera bulungi bukadde bwe
3
omunnyo gwa leero nga gukaawa nnyo
4
oteekeddwa okutabula obulungi eddagala eryo nga tonnaliwa mwana oyo
5
abakyala bonna abasatu be nnina bakolagana bulungi era buli omu afaayo eri munne
6
omulenzi oli ye mutuufu okusikira omusajja ono
7
ekikajjo kimu ku birime ebirimu ssente ennaku zino
8
kika kyamenvu ki ekisinga okukuwoomera
9
tombuulira bigambo bya mukazi oyo kuba nnabikoowa
10
baamukutte atoloka ne bamutuma ssengenge wa mirundi ebiri
11
nze nnabadde ssaagala bakimanye nti mbeera wano
12
wabula ekirwadde kya ssenyiga kikaabizza nabantu abakulu amaziga
13
olaba nekitabo ekitukuvu kigamba nti ataakole nokulya taalyenga
14
oba lwaki amaaso gannuma nnyo
15
ate kati olwo gwe ogenda kukola otya
16
enzijanjaba yekinnansi eyedda yali nnungi okukira eyensangi zino
17
abaana abaliwo ebiseera bino tebafaayo ku nsoma yaabwe
18
olowooza nti ku magezi ne ssente ki ekisinga
19
ekirwadde kino kitadde nnyo abantu ku bunkenke
20
okuva ssentebe lwe yatwaliddwa mu mmotoka tanaddamu kulabika
21
omuyizi wange gwe nnaleese okusomera wano nga simulaba
22
omusomesa waffe eyali atusomesa olufalansa takyajja ku ssomero
23
mukasa abadde kyajje agende mu kibuga enkuba netandika
24
kirungi okuwa abantu abakulu ekitiibwa
25
mukama waffe mutiitiizi atya nokusalawo kyova olaba nga tetugenda mu maaso
26
otera okulya ku bibala
27
omukyala oli yasooka kuggyamu ssente ze nga tannatwazika mmeeza
28
empuliziganyayo nabakozi mu kampuni yo kye kigireetera okukula oba okugwa
29
omusango gwe baamuvunaanye nti yaguzza emyaka kkumi emabega
30
nze sejjusa kugenda bweru kukola kuba buli kye nayitamu katonda yali yakimpandiikako dda okukiyitamu
31
omusajja tabalirwa nzaalo
32
ekyuma kya kasooli kikutte omuliro
33
njagala nnyo okulya ewa namwandu kuba amanyi okuyonja obulungi akafo ke
34
nga leero tonzuukusizza
35
bwoba oyagala omwana abeere mukwano gwo tomukuba
36
yazirika oluvannyuma lwokumugamba nti omwami we yawasa dda namba bbiri
37
owulira otya nga bagamba nti omwana oyo wuwo
38
buli muntu afuba nnyo okukola abeereko obulungi mu nsi eno
39
mu buli mbeera yonna omuntu asaanye akozese obwongo bwe
40
enkoko ensiike empoomera nnyo nnaddala nga temuli ssupu
41
ani amanyi okutontoma ku mmwe abali wano
42
okumalako ensangi zino oyina kuba mukujjukujju
43
wano we muleese omulwadde wammwe tewaliiwo ddagala
44
bwe kakutanda ne nsanga omulenzi oyo ewaka onguddeko
45
nalumiddwa nnyo okusanga ente yange evaamu amata amangi ngefudde
46
obusuuka buno nabwo mubwoze
47
nina okusiga ensimbi zange zonna nsobole okufuna ezisingawo
48
abaana abawala batuula bokka ku luuyi olumu nabalenzi ku lwabwe
49
ekigambo kirina kubeera ssuubi so si ssubi
50
yasanze omusota mu kaabuyonjo
51
olowooza okubeera nemmotoka kwe kubeera omugagga
52
omukazi eyeebikkirira aweebwa nnyo ekitiibwa mu bantu okusinga ateebikkirira
53
abantu abataasoma nabo bamanyi ebyobuwangwa
54
okulunda enjuki kusobola okkukolera ssente oba okufuuka bizinesi yo
55
banzigyako essimu nga nvuga emmotoka nneme kutegeera ku kumbikira kwa taata
56
byonna tubeera twetaaga okubimanya kubanga tubeera nekigendererwa
57
nakuloose ekiro nga tutudde wali wansi womuti gwomuyembe
58
katikkiro mwagala nnyo kuba atukubiriza buli kadde okubeera abakozi ennyo
59
namulaba ngagoba loole
60
lwaki mukuba abaana ababeera boogera olulimi oluganda
61
lwaki entebe za muno zonna nzirugavu
62
omuvubuka oyo mukozi nnyo
63
omusajja eyakoze akalango ako oba yabadde ku ki
64
okimanyi nti ebintu bye wampimira omulundi oguwedde tebyawera
65
abantu boludda lwa mukyala wange banjagala nnyo
66
ku nkoko zange olukumi ababbi bandekeddewo kikumi kyokka
67
nze ku lwange ndowooza nti tuli wano kuyiga
68
omuwanguzi wempaka zino alina okuba nga ataddemu nnyo amaanyi
69
bwoba wakwekebeza ndwadde yobukaba ngoli mufumbo genda ne mukyala wo
70
ani yatwala gomesi yange gye mbadde nsuubira okwambala enkya
71
bwoba tolina bigambo bituufu bya kukozeseza mu bantu sirikanga busirisi
72
muwogo era atawanyizibwa ebisolo ebimutakula okumulya
73
enjovu kisolo kinene nnyo lwakuba ate kirina akakira akatono
74
mukwano gwange yagenda mu bifo byabasawo bekinnansi okwetegereza engeri gye bajjanjabamu
75
ate era si kulima kwokka nokulunda nakwo kugasa mu nfuna yomuntu okuyimirizaawo abantu be
76
omuntu aggyayo ekiso oba ejjambiya nagalulira muntu munne nga tatiddeemu kumulesa bantu be
77
olaba akawuka ka korona katagaza amawanga ga nnagwedda ate olwo gano agaffe
78
ebitundu ebisinga obulungi mu nnunda yenjuki byebyo ebitafuna nnyo nkuba
79
akabanje akaagudde mu kifo kiri wakategeddeko
80
omwana oyo obuwanguzi bwe abujje mu kwesiga mukama katonda
81
kizibwe wange namugamba si kirungi kwewola ssente nga tolina mwogenda kuziteeka
82
ezo zonna nkiwa zaali nteekateeka za mukama
83
okkirizibwa okutuuka mu kifo kino singa obeera mukozi
84
amafuta agawunya wano olowooza gavudde wa
85
ente yange ebadde esinga okumpa amata eridde akaveera
86
okuyita kwa naluwuge kuva ku kusoma nnyo bitabo
87
omukyala oli agambye ogende mwogeremu alekere awo okutubuuza ebibuuzo ebingi
88
obudde bunaatera okuziba
89
omusajja abadde atambula nayasimula ababadde bamwetoolodde bonna badduse emisinde
90
katonda asaasidde abe kenya omulwadde wabwe owa corona atandise okuwona
91
akawala ako kakwano kange naye kalimba nnyo mu mboozi zaako
92
okumanya kwange okutono kundaga nti obugagga bantu
93
teweefuula nti gwe asinga obugezi mu kizimbe kino kyonna
94
nabadde nkukubira essimu kkutegeeza nti ngenda bweru ekiro kya leero
95
owange okimanyi nti emikolo gyokwanjula egyennaku zino gya kweraga bwerazi
96
tosaanye kupapa kubanga okyalina obudde bungi nnyo
97
kati omuntu yenna alina ssenyiga ateeberezebwa okuba ne corona
98
obadde ogenda kukola ki
99
omuwala oyo ayambala bulungi naye alemeddwa okufumbirwa
100
mwenna musooke mufulume ono amalirize okwera ekibiina kino nga bwe nnamugambye
101
amaduuka gaggalawo mangu
102
mu nzijanjaba yekinnansi obusawo bwagobereranga muntu abaana nabazzukulu
103
omuliro ogwakutte ennyumba ezineetoolodde gwa nneeraliikirizza nnyo
104
yawadde mukyala we ekirabo ku lunaku lwamazaalibwa ge
105
obadde okola mulimu ki
106
ngabakazi bwe baagala okubayambako ewaka nabasajja mubayambeko mu kuyingiza
107
obadde okimanyi nti ye gwe muntu gwe nsinga okwegomba
108
obadde olowooza ani agenda okkukolera emirimu gyo
109
omuyembe ogwo guwooma nnyo
110
oba lwaki buli ddagala lyomusujja liba likaawa nnyo
111
wuzi ezitunga engatto ngumu nnyo okusinga ezitunga ebitambaala
112
nalowoozaako nti oba bankyusiza abaana mu ddwaliro anti bonna baddugavu ate ffe nga tuli beeru
113
omuvubuka owekiwago abadde atambula ngagaziwa akubiddwa amasasi
114
ensowera esaasaanya endwadde
115
tewali buwanguzi awatali kusooka kulemererwa
116
abasaabaze abataagala kusasula bakumalako emirembe
117
abayizi bange bonna tebamanyi lungereza
118
ekibadde wano kibadde kibi nnyo
119
bwe yawulira ekivuze yatya nnyo nakacupa akaamuli mu ngalo ne kagwa
120
olunaku lwembaga yaffe lutuuse
121
olugambo abakyala baalufuula mulimu
122
enzikiriza yange tekkiriza bakazi basukka basatu
123
obadde nno ogezezaako okufaayo okusoma emboozi eziri ku lupapula
124
ku bawala abo ababiri abajja olowooza ani asingako obulungi
125
buli lwogema embuzi mu kiseera ekituufu oba otangira obulwadde obwandizirumbye
126
omusawo abadde akola ki
127
oba abaana ba wano baalaze wa
128
engoye zonna ze yabadde ayanise eggulo baazibbye
129
ensi wetuuse eweddemu ensa olaba noyo omusajja omukakkamu yatandika obubbi
130
buli kawungeezi tugenda ku kiyungu okufuna amazzi gokunywa
131
ensi erabika etuuse ku nkomerero kuba ebitusomooza mu bulamu biweze
132
yiika yettaka esobola okugendako ebikolo bya muwogo ebiri wakati wakasanvu nomutwalo
133
okimanyi nti abasomesa ku masimu gaabwe kubeerako mitwalo gya ssente
134
si kya bbeeyi nnyo okutandika okulunda embuzi
135
essimu yange yagudde mu mazzi kati tekyakola
136
okufuna obuwunga bwa muwogo olina kuba nga omwanise akabanga navaamu amazzi gonna agamulimu
137
tandika okusima ebinnya
138
nali mwagala nnyo naye nga teyeefiirayo
139
obukundi bwababbi bubeera bungi mu biseera nga tugenda okulonda
140
ennaku zino ensi yaffe yakwegendereza nnyo kuba ekiwambabantu kisusse
141
entimbe zotadde mu maddirisa zirabisizza bulungi ennyumba
142
omulimu guno mukulu nnyo eri buli muntu ali wano
143
oluganda lumu ku nnimi ezisinga obugagga mu uganda
144
ensi ekyakula ebeeramu obuvuyo mu bukulembeze bwayo
145
embeera etuuse ku ggwanga lino mbadde sigirabangako
146
omuwandiisi omulungi alina kubeera na bitendo ki
147
mulimu ki gwobadde okola ku kyeyo
148
abafumbo abaalwana luli wabalaba
149
eddagala lye baamuwa lyali terisobola kumuwonya musujja
150
nze sijjukira na kujjukira we twakoma nga twogera
151
abasirikale baatubuuzizza empapula ezitukkiriza okutambuza ebisolo
152
enzikiriza zonna ezitali ya busiraamu tezikkiriza musajja kuwasa mukazi asukka omu
153
wadde nga twagala nnyo amasanyu naye nobulamu tubufeeko
154
amaziga gamuyiseemu nga bamubikidde muganda we abadde abeera ebweru
155
ebintu ebisinga mu nsi nga eno eyaffe tuyiga biyige
156
ennaku zino nabatikiddwa e makerere bavuga booda booda
157
baatugambanga nti bwokuula erinnyo emmese ekuwa ssente
158
saabadde na ssente zimala
159
kino ekitundu kuva dda kimanyiddwa ku kulima ennyaanya
160
eyabadde abbye omwana baamaze ne bamukwata
161
ssente yonna eyokwewola si nnungi kuba ezaala obuzibu mu kugizzaayo
162
abantu essaawa ze beesiba nnyingi naye nga nkyupule
163
mbade sirabangako mbuzi nnene ngeyo etundibwa emitwalo nkaaga
164
okimanyi nti kati embeera yobudde etaataaganya nnyo abalimi
165
bwosukka wano omanya nti sigenda kukusasula ssente zo
166
ebintu bye tubadde tusuubira okufuna tetubifunye
167
tulina okuyamba abo bonna abali mu buzibu
168
ddi lwe twatuula kuba nze sijjukira
169
abayizi bano bateekeddwa okweyisiza obulungi ku bannaabwe
170
omusomesa akubiriza ennyo abaana ku ssomero bamukyawa
171
bwova mu kibuga kyaffe omwezi gumu gwokka osanga kikyuse nnyo
172
ebiseera bino bya bwerinde mu nsi yonna
173
ekyo kye wakoze nabadde sikikusuubirizaamu munnange
174
oteekeddwa okuwuliriza bantu abakulu nga boogera
175
obadde okimanyi nti mu ndwadde ezikwata omuntu olwobukyafu mulimu ekiddukano
176
nkyanoonya ensonga lwaki mukyala wange asinga kuba na mikwano gya baana bato
177
wamma nnyabo kyokoze kye kiragirwa okunaaba engalo nga tonnakwata omwana eyakazaalibwa
178
funayo abalenzi bakusitulireko entamu zemmere zino
179
mukwano gwange yali mugezi nnyo era kyampalirizanga okumwebuuzaako
180
amazzi ago tegalimu birungo byetaagisa mu mubiri
181
nabbosa aba yeddira ndiga mu bika byabaganda
182
obukugu bwa tekinologiya butuyambye okutondawo ebika bya muwogo ebitakwatibwa mangu bulwadde
183
tumenyereyo ebintu ebyenkizo byolina ku bantu abalala
184
saagala kulaba mwana oyo ngakaaba
185
piki piki zemipiira esatu ziyambye nnyo mu kutambuza ebyamaguzi
186
gwe kati ekyo kyakuyigiriza ki
187
abakazi abasalawo okugezza amabeere kibeera kibi nnyo
188
olusuku olwo luvaamu amatooke amanene ate nga ganyirira
189
si kirungi mukyala kwekuba kalifuuwa kuba aba asikiriza abasajja okumulaba
190
faayo nnyo okulaba nga abantu bokulembera bakwenyumirizaamu
191
abatuuze basattira lwomwana wessomero okusaddaakibwa
192
ekifo ekisinga obukulu mu kibuga okimanyi
193
ekibadde kimuleetera omusujja omusawo akizudde
194
katonda yamuwa ekitone kyokuzina naye yagaana okukikozesa okubaako kyatuukako
195
ekirwadde kirudde ebbanga nga kitubala embiriizi
196
banka zandikendeezezza ku magoba ge ziteeka ku looni
197
ako akantu kakunyumidde nnyo bambi
198
mpaayo omunaanaansi gwa siringi lukumi
199
ate era omukyala yenna omuzito tasaanye kukola mirimu minene
200
osaana oyige bwe bakola ssente olwo oyige engeri gye bazitereka
201
lwaki ogenda mu kibuga
202
lwaki toyagala kwambala ssaati njeru
203
obwenzi obungi ennyo ensangi zino buvudde ku bazadde kusala bintu ku buko
204
teesa buteesa nga toyomba
205
tusaba omukama katonda atukwatirwe ekisa
206
obwedda alinda obubaka ku ssimu alyoke atambule kyokka ngessimu ye yazikidde dda
207
wamma kituufu embwa bwekuluma otandika okuboggola
208
omwana azannye akazannyo ko ku ssimu nakawangula
209
munnange abalwadde bakusobera bwamala okuwona tayagala kusasula
210
abaaleeta omwana eyali yazaalibwa omugenzi ebbali baali bakambwe
211
mu butuufu omubbi kibadde kimugwanira okusibwa emyaka gye gyonna gyasigazza ku nsi
212
nja kusooka kujja nkulabe
213
enkolagana wakati wabasawo bekinnansi nabazungu eri nti bonna basooka kutendekebwa
214
kyova olaba katemba wo oyo yantama emyaka mwenda gyomuzannyidde omufunyeemu ki
215
edda nga tukyali bato baatugaananga okutuula ku masiga
216
ekibumba kye kitundu ekisinga omugaso mu mubiri gwomuntu
217
ekikongoliro kisobola okkukuula erinnyo singa oba okirumye
218
mu kulunda embuzi kikulu nnyo okumanya ekika kyogenda okulunda
219
mugambye ngampakanya nti omwana atannaweza myezi mukaaga taweebwa mmere
220
ani mukyala womukulembeze weggwanga
221
sivumirira ddagala lya kinnansi naye eddagala lyabwe erinywebwa lyonoona nnyo ekibumba
222
abakazi nno ennaku zino nga beefunyiridde emirimu egyaali egyabasajja
223
ani asobola okutuwandiikira erinnya lye ku lubaawo
224
bwolima ddoodo tewejjusa kuba kasita amera onoga bunozi okutuusa lwolikoowa
225
omuddo ogumu mu nnimiro gukola nga enva
226
mbadde nkuleetedde ebintu bingiko naye babikwatidde ku kisaawe
227
abadde yeebuuza ekikaabya omwana naye akizudde ngomwana alumizibwa mu kutu
228
abantu bonna bano balabika nga bayala nnyo
229
oteekwa okuba nga okoze bulungi okuweebwa ekifo wano
230
olubuto lwa nnyoola nga mizze eddagala nga siridde
231
mpulira nga neesunze ennyumba empya gye tugenda okuzimba
232
abalenzi abo bambala bulungi nga bagenda mu wooteeri ennungi
233
olunaku lwo olwasooka ku ssomero lino lwali lutya
234
amasannyalaze gayise mu laadiyo yange kati tekyayogera
235
essanyu limbugaanye nga mpulidde obubaka ku ssimu nga ndowooza nfunye ssente
236
nze mbadde njogera ku ssimu
237
ekisuubizo kye weeyama okakasa wakituukirizza
238
okufa kwayitirira ne bwe weesibira mu nnyumba okuli ekikomera ekiwanvu era kukusangayo
239
lwaki abantu abasinga beeyisa bulungi nga bali mu kisiibo
240
oba lwaki abantu abatalina ate be basinga okugula ebyebbeeyi
241
mpitira ku musajja oyo atunda ebinyeebwa anguzeeko kko
242
baleese ebyokuzannyisa byabaana ku ssomero kata abaana bagaane okudda ewaka
243
obutunda bwange bwonna bukaze
244
endiisa yembuzi ennungi yezireetera okulabika nokuba obulungi
245
ebyo byonna ebintu muleese bya ki
246
otunula ngomulwadde
247
omutamiivu abeera nga eyeebase naye nga ategeera bulungi nnyo
248
ayina emiti gyemiyembe ebitooke nemicungwa egisoba mu lukumi
249
kansuubire mwakubidde buli omu ateekeddwa okujja mu lukiiko luno
250
ani yakyusa empapula zange naziggya mwe nnazireka
251
ennaku kati ziweze kkumi na ttaano okuva lwe baggala amasomero
252
abantu abagagga tebagwa nnyo mu mukwano na kintu kyonna akyeggyako wonna wayagalira
253
guno omulimu tujja kusobola okugukola
254
omuvubuka yenna alina ebirooto ebirungi abeera wa mulembe nnyo
255
enjala ebadde egenda kututta
256
empale eno nagigula ssente nnyingi nnyo
257
abamu abatunda ebyokulya byoku kkubo tebabibikkako ne kugwako ensowera
258
akaveera ke yaguze kaabadde ka luwewere nnyo
259
okusabiriza kikolwa nnyo mu baana naddala abato
260
naye lwaki abasomesa basasulwa omusaala mutono ate ne gulwayo
261
yaleeta ebintu bitono nnyo era ne tumumma omukazi
262
ensomesa eno si nnungi nnyo eri abayizi abamu
263
mulekere awo okuwoggana kubanga muli bantu bakulu ekimala
264
taata wange alina ssente nnyingi
265
ekisinga obukulu nti naawe osomye era obitegedde
266
ekiseera kino abantu mu byalo bali mu nnimiro
267
musobola okulya emmere eyo yonna ne mugimalawo
268
mukyala wange yeewuunyizza ebyo bye namugambye eggulo era akedde kubimbuuza
269
okuteeka olukomera ku mbuzi zo we ziri kiyamba nnyo obutaliibwa bisolo byemabbali
270
omukubi webyuma mu kwanjula yabadde amanyi okwogeza obulungi ebyuma bye
271
ekizimbe kino wakizimbira ssente mmeka
272
sisobola kukkiriza mwana wange kwebaka nga talidde
273
wali olinnyeeko ku nnyonyi bukyanga ozaalibwa
274
twayombaganye ne mukyala wange nga entabwe eva kukulwawo kujjula mmere
275
genda olabe oba omukyala gwe nnakutumye akomyewo
276
omwana oyo alina empisa
277
abaana baatolose ku ssomero nga asikaali yeebase
278
buli yeesimbyewo ayimirireko tumulabe
279
obadde okimanyi nti omwezi ogwokubiri guba nennaku abiri mu mwenda oluvannyuma lwemyaka ena
280
mu bintu ebireetera omuntu obulabe mwe muli ensiri eziruma omuntu ne zimuleetera obulwadde
281
kuva buto nga nnyumirwa nnyo okulunda obumyu
282
buwooteeri obumu olina kwetuukira awatundirwa ebyokulya okusobola okkukolako amangu
283
abagoberezi ba kirisitu bakedde mu masinzizo olwaleero
284
amazzi amafumbe gawonya ennyoota okusinga agatali mafumbe
285
mwana ki asinga obwesigwa mu baana bo
286
lwaki nkubuuza ebibuuzo nga toyagala kuddamu
287
ekimeeza kino kirungi nnyo
288
lwaki abantu abasinga baagala nnyo okugenda ebweru
289
omufaaliso guno mulungi nnyo okwebakako
290
nakato gwe ayoza ebintu bye tunywereddemu ccaayi
291
funayo waakiri ekipapula ekikwogerako
292
enkola yokutwawulamu abayizi nabasomsesa nnagisiima
293
obulwadde bwa sukaali buluma nnyo okukira hepatitis b
294
abaana abasinga balemwa okukula obulungi olwensonga nti bakuluusanyizibwa
295
entandikwa ya buli kimu si ssente wabula mutwe gwo
296
abasajja abasinga obungi baagala abakyala abasukka mu omu
297
eggulo olubuto lwannumye nnyo ekiro
298
omunnyo guyitiridde mu nva
299
oteekeddwa okukimanya nti amaanyi gali mu mikono gyo
300
okusookera ddala neebaza ne ssekwebaza omulungamya wange olwokumpa obudde nokuntereeza mu bye mpandiise
301
buli lwolemera ku kintu kyoyagala omala nokiggyamu ekiramu
302
kirungi oyogere nga ddala omanyi bulungi kyogenda okwogerako
303
okulya amawolu buli lunaku kyaleetera omwana wa mulirwana okugejja olubuto
304
njagala nkwambaze kali akasaati kuba kalungi
305
mukwano gwange agenda nakunyumiza ekika kyomukazi gwayagala okuwasa nga mu butuufu tannazaalibwa
306
lwaki wano tetulinaawo kitabo kya bagenyi mwe tulina okuwandiika nga tutuuse
307
mu kavuvungano konna akabaddewo teri ayogedde ku ngeri abatalina waabwe gye banaayambibwamu
308
okimanyi giweze emyaka musanvu bukyanga tuva ku yunivaasite
309
baamusiba okumala emyaka mukaaga lwa kubba nte za taata we
310
omwana bwe yabuuzibwa maama we ku kyokwoza kaabuyonjo yaddamu nti takirinaamu buzibu
311
ndabyeko amaka agabadde amalungi nga gali ku musaala bwe gatandika okusabiriza
312
eh tufudde omuntu omukulu abadde alingiza omukyala anaabira mu kinaabiro
313
naye okimanyi nti ensibuko yakawuka ka corona ekyatankanibwa na kati
314
mu ndwadde ezisinga okutawaanya muwogo mwe muli mosaic ne rot
315
ntuuse ku nnyumba gye yansindikra mu kifaananyi nti yange nga mulimu abagirimu
316
ekkovu lirabika nga lyayise wano
317
ekyo kyali kirungi nnyo era nakisiima nnyo
318
omuyizi eyagwa mu kidiba ekiwugirwamu bazadde be basabye essomero libaliyirire
319
oluvannyuma lwokugoba maama wabaana bange ensi yanfundirira
320
mugire tutunuulire ebintu bino tubeeko kye tubyogerako
321
olunaku luyinza okukya ku makya nga gwe nannyini wano
322
amawulire agabadde ku laadiyo ogawulirizza
323
ebivvulu bye ebisukka mu bikumi ebitaano byonna biwereddwa
324
omwana alinnye omuti gwa ffene navaayo nagwa
325
teriiyo kintu kibi nga kusanga nga omulenzi gwobadde ogenda okwanjula omulinako oluganda
326
mubeere bayiiya nnyo okuva mu kukozesebwa kuba tekugaggawaza
327
amabaati gennyumba eyo galabika bulungi
328
amasiga okwatuziddwa entamu erimu emiwumbo gyemmere omusanvu gaguddemu
329
olina abaana bameka
330
omwezi bwe gwakuba ekoona olwo mba nsigalidde kulya capati na bijanjaalo
331
omutima gwange gwonna nnagukuwa
332
lwaki abantu bakyusizza obuufu ne bava ku kulima muwogo ne badda ku birime ebirala
333
ono ye bamungamba nti tasosola mu mawanga
334
mu ndabirira ya muwogo olina okukoola mu wiiki ssatu oba nnya oluvannyuma lwokumusimba
335
abakazi baalwanaganye lwomu ku bakyala okwagala omusajja oli gwe yayagala ko
336
obutabo obuyigiriza abantu okukozesa ebintu ebiguliddwa buteekebwe mu nnimi ennansi
337
namala mu ddwaliro emyezi ebiri nga nzijanjaba lubuto lwa butafaayo kumanya bye nnywa
338
endabirwamu yange yagudde nga ngiggya ku kisenge
339
okimanyi nti emiziro egimu mu ggwanga giriibwa
340
olunaku lwe wava wano twali tumanyi gwe atutte ekitabo
341
mutabani we asomera makerere
342
mbaliraamu mu ssente ezo olabe oba ziwera
343
effujjo eryakolebwa abayizi ba yunivaasite mu misinde terikkirizibwa
344
ekyama kiri mu kwagalana nokukolera awamu
345
tosooka kkuwuuliriza nsonga za mwami oyo ngomukyala tannakuwa ndowooza ye
346
nsuubiza munnange nti tolindekawo ne bwe nnaaba njavuwadde
347
tosirikira mize ngogirabye mu bantu wandiba oyina bosobola okutaasa
348
abasawo bekinnansi bassa eddagala lyabwe mu macupa
349
yitira wano tugende ffenna
350
abapangisa ennaku zino tebalina ssente
351
ate nno oba okyatenda essimu ne baleeta akuuma akateekako essimu omuliro
352
omukazi oyo atuukidde mu kitiibwa kya maanyi nnyo
353
weewalenga emikwano emibi
354
teekawo emikono ebiri osobole okulembeka ebinyebwa ebiwera
355
kyokka abasawo abajja ku mulimu nga batamidde bakusobera
356
omulwadde yenna asanga obuzibu bwakozesezza eddagala mu ngeri etaamugambibwa
357
ku lwomukaaga ngenda mu kyalo
358
olwokwagala okubuzaabuza mukama we kye yava ayimirira omulundi gumu
359
amazaalibwa go gabeerawo mu mwezi ki
360
ani yaleese ekimuli kino
361
nze nnina ekirooto kinene era luliba olwo ne kituukirira
362
okimanyi nti buno obugulumo bwe bateeka mu makubo nabwo bwonoona emmotoka
363
omusango gwe yawaaba mu kkooti na kati tegunnasalwa
364
ekikolo kya muwogo kino kiriko muwogo mungi
365
ndi musanyufu nnyo olwomwana wange okutandika okusoma
366
nja kusaba ontegezeeko singa oyagala obuyambi bwange
367
abavubuka balina okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina amaanyi
368
okusooka buli muntu yali amanyi nti omusajja oyo tazaala naye kati alina abaana basatu
369
abomukwano abaali ababiri ku ssomero lyaffe kati tebakyakolagana
370
tukoze tutya okukendeeza ku baana nabakyala abafiira mu ssanya
371
weegomba omuntu alya akawunga bulijjo
372
abateesa ku biteeso ebyo si birungi nnyo
373
omukwano gwennaku zino gwa kuvujjirira ssente
374
obusaanyi bwalya ebikoola byonna
375
obudde buno sisuubira muntu kubeera nga yeebase
376
ani ateekeddwa okukola omulimu guno
377
ebintu bino yabisoma era abimanyi nnyo
378
mwana gwe togenda mu ttooyi zabasomesa
379
onookomawo budde ki okundabako
380
omulundi gwe nnasooka okujja wano nnasooka kubula
381
gamba taata atuleetereyo ku munnyo nga akomawo
382
abasajja abatagendako safaali bamenya
383
akalowoozo akatono nga kabi ku kintu kayinza okukulemesa okukikola ne bwoba wa kukifunamu
384
gwe bangatta naye mu kkanisa yansuulawo mu myezi ebiri
385
mukadde wange musaasanyirizaako ssente nnyingi mu bulwadde
386
ekyaana ekito ekirungi bannange ekinyuma okusitula
387
waliwo ekintu ekinnumya omutwe ennaku zino
388
eddagala kitegeeza ekintu ekinywebwa oba ekiriibwa nga kigendereddwamu kulongoosa bulamu bwomuntu oba ekisolo
389
leero ogenda kwambala lugoye ki nga ojja
390
engeri omwana omuwere gye yalwadde kanya kumuyonsa
391
obuvune obwa maanyi bwetaaga amagezi nobukugu bwomusawo wekinnansi okuzuula kwe buva
392
maama wange omuto yagudde mu batemu katono bamutte
393
olowooza abasajja okuzaala ebweru kirina obuzibu
394
okulemererwa okugenda e bulaaya kyannuma nnyo kuba nali neesunze ennyonyi
395
omuntu gwe nali simanyi ye yantaasa kyokka nga be mmanyi tebanfuddeeko
396
essomero lintamye lwa baana abo kuntulugunya
397
omukazi alimye okumala emyaka etaano abeera atunulanga wataano
398
kyewuunyisa okusasula akakadde kensimbi ku ssomero ate ne bakusaba nobusawo bwa ssementi butaano
399
abantu bokuwasa bwe bambula nga mpasa oyo
400
abalimi balina okufaayo ennyo ku birime byabwe
401
ssentebe yagumizza abantu nti bagume kino si kyekirwadde ekisoose okubalukawo
402
nze nnalwawo okumanya nti omukulembeze oyo teyasoma
403
omuntu yenna ayagala okuva mu bwavu asobola okulima muwogo nafunamu ensimbi
404
waliwo essuubi nti abantu abamu ku baakwatibwa ekirwadde kya corona bagenda kussuuka
405
omusuubuzi oyo mugagga nnyo
406
naleeta akasowaani katono ku ssomero emmere gye bampa temmala
407
olina kukola masomo ga saayanseezi okusobola okufuuka omusawo
408
mu kusooka nali mmanyi nti buli gwe basiba abeera nomusango
409
omulunzi wenjuki era yatugambye nti nga banaawakula basooka kunyookeza enjuki ezimu ne zifuluma
410
omusuubuzi alina ssente nnyingi
411
gwe waakalaba abantu bameka abalya ebibala ebyo
412
teri mukulembeze ayagala kugabana buyinza na mulala
413
emyaka ebiri gye namala ku kyeeyo mu buwalabu gyangigiriza okukola ennyo
414
gwe olowooza nze nnabadde ssaagala kuwasa mukazi oyo
415
olukwe oluyitiddwamu okumuggya mu ntebe lubadde luzibu nnyo
416
ku babiri abo ani asinga okukola mu kibiina
417
osobola okumpandiikira ekintu kyonna kyoyagala nze ne nkikuwa
418
ennyambala yabayimbi abamu ennaku zino esaana kuwerebwa
419
baamukuba embooko nnyingi nnyo era ne zimuviirako okufa
420
si kirungi kusimba muwogo mu bifo ebirimu omujjuzo gwamazzi
421
lwaki wasalawo okusoma obusawo notasoma busomesa nga nze
422
ku lunaku lwabakyala onaabaawo oba tobeewo
423
mukwano gwange yangambye nti abaana babaavu bayina omukwano mungi eri bakadde baabwe
424
olowoooza ssente mmeka ezigula sanduuko ennungi
425
okusomesa nakuvaamu oluvannyuma lwobutansasula musaala gwange gwe nali nkoledde
426
wonna wosazeewo okulundira embuzi mbu walina okuba ngentambula yaawo nnyangu
427
bali abalala batunula butunuzi
428
engatto ya kanvaasi yesinga okunyumira ku mpale eno
429
mpaayo amannya waakiri ataano agabakulembeze mu kitundu kino
430
ekiwato kyomuyimbi oli kigonda nnyo kyova olaba nga azina nnyo
431
omukulu wessomero gwe baakakyusa okudda mu lino mukambwe nnyo
432
lwaki akatabo ako toyagala kukasoma
433
buli maka gasaanye gasimbenga eddagala okusobola okwejjanjaba
434
nze mbadde nsuubira nti ofuneyo ku kirowoozo ekirala
435
okumanyagana kwetaagisa okusobola okutaasa abooluganda okwezaalamu
436
naye ddala mu kutya katonda amagezi mwe gasookera
437
temusaanidde kutwalira mateeka mu ngalo bwe mutyo
438
abalungi ndabye bangi naye mpulira sibaagala
439
sitera kwesiga bantu naye gwe nkwesiga ekigenze ewala
440
gavumenti ekubiriza nnyo abantu okwettanira ebyobulimi
441
bwofuna omuzinga nogusiba ku muti enjuki zijja kugujjamu era otandikire awo okulunda
442
omukazi oyo aweereza bulungi pulogulaamu eyo
443
siyinza kugenda waka nga sitwalidde maama wange ttooke
444
taata wange yasongera kojja wange gyateeka obuwangwa bwensolo zatta
445
obuyonjo bwetaagisa nnyo mu kiseera nga kino
446
obwedda alabiriza muliraanwa ayingire mu nnyumba olwo alyoke abbe engoye ku waya
447
omusajja yasimba emiyembe yiika nga kikumi era sizoni bwetuuka ayoola ensimbi
448
abavunaanyizibwa ku bisolo bagaanye okuwuliriza omulanga gwaffe
449
atalina maanyi okimanyi nti tagwa ddalu
450
kabaka wa buganda yalondebwa okubeera omusaale mu kulwanyisa mukenenya
451
neewunya ensi yaffe okuba nga abantu tebakyakola naye oli nayongeza ebbeeyi yebintu
452
mpitiraako kwoyo owenjala bambi ansale ku njala
453
ondeeterayo omubisi gwenjuki
454
abayimbi abasinga ettutumu beebo abayimba ku mukwano
455
yali tasaana kugoba mukazi oyo kuba baali bavudde wala
456
bwoba wakukulaakulana kikwetaagisa okutereka ensimbi osobola okuzisiga
457
ssemaka bamukutte lubona nga abba emmere ya mutuuze munne
458
ekibala kino kiwooma nnyo era nze ndowooza nti tukigule
459
enkuba ekedde okutonnya etaataaganyizza entambula yange
460
omukubiriza wolukiiko olwo abadde ne kyekubiira
461
sirina nnyo buzibu bwe nnafuna nga ndi lubuto
462
bwe nnamugamba tetuzaala bangi nalemwa okukitegeera
463
ekikulu kiri nti buli muntu alina obuyinza okwesalirawo
464
ebitundu ebimu tebinnafuna kawunga ka gavumenti
465
omusajja eyabadde andeetako yankoledde ekisa kingi nnyo
466
akanyonyi kayingidde mu kibiina nga tusoma
467
tugenda kusimba bummonde buzungu
468
bwe nzijukira ebiwanuzibwa ku mumpembe eyasalangako bantu banne emimwa bineewuunyisa
469
gwe wandisirise notayogera kuba wanyiizizza dda
470
bwobeera nabakyala abassuka mu omu mu bufumbo omu bwakunyiiza ngowummulira ewomulala
471
enkuba etonnya buli lunaku
472
okufa lugendo era olutambula bwomu
473
endwadde zizze zibeerawo mu nsi naye bambi obulwadde buno butta bubi
474
abantu abaalemererwa era abalina endowooza enkyamu balowooza nnyo naye bakola kitono
475
obuyonjo kimu ku bintu ebisuubirwa mu muvubuka owomulembe omutebi
476
akaseera kano waliwo abantu abamu nga beebase
477
simanyi oba nsobola okumusonyiwa
478
nnasazeewo okusiba ennyama kuba eddiini tekigaana
479
baalagaanye kusisinkana wano naye omu olutuuse ate poliisi nemukwata
480
olowooza obuzibu bwekyuma kino buva ku ki
481
waliwo ttiimu egudde ku kabenje era bamu bafiiriddewo
482
nfunyemu nnyo mu kwegatta kwabalimi kuba nsobola okubuuza ebibuuzo
483
nze ngenda okuba nga mbasomesa olulimi oluganda mu lusoma luno
484
ekigatto kino nga kirungi kya mmeka
485
buli lwoliraana omuntu akusingako mu buli kintu obaako kyoyiga
486
omukazi eyabuuzizza bye bafumba mu kawooteeri baamusongedde ku kisenge
487
obuyaaye bubi naye ate abantu abamu babufunyeemu
488
okuwasa omukazi mu bufumbo obutukuvu kirungi kuba abaana bammwe babeera batukuvu
489
naye nga onzunzizza nnyo
490
omutwe bwe gubeera gukuluma fuba okulaba nga omira eddagala
491
tugende ku dduuka tufuneyo ku byokulya
492
omulimu gwokuwandiika emboozi gugenda guzibuwala era gwandinnema
493
amaduuka agatunda ebintu ebifaanagana gabeera geeriraanye
494
omuyizi yabuuzizza omulunzi wenjuki ebizibu ebiri mu kulunda enjuki
495
naye okimanyi nti ensibuko yakawuka ka corona ekyatankanibwa na guno gwaka
496
nsobola okutunda embuzi nga amakumi abiri buli wiiki
497
amasomero agamu tegawa maanyi kusomesaamu
498
oyina kutereeza eriyo eyo tusobole okufuna ekifaananyi ekirungi
499
nze ku lunaku olwo nnakizuula nti okwerabira kya buntu
500
omwana oyo yansobera tanaaba mu ngalo ngava mu ttooyi
501
sisobola kkwata bye nsoma mu mutwe nga ntaddeko laadiyo
502
abayizi abamu basaakiriza nnyo banaabwe basobole okulwana
503
twasembayo kulabagana ku lunaku lwe twazannya omupiira
504
tubeebaza nnyo olwebyo byonna bye mutukoledde
505
edda nali njagala nnyo okulya obunyama bwoku kkubbo naye nga bulumya olubuto
506
waliwo ebiseera bye weetaaga ssente naye nga toziraba
507
ssaagala ogeraageranye bintu byotamanyi
508
bwe mmalirizza okuwaayo empapula zange ne mpulira ngobulamu bukomyewo
509
okuteekateeka okulonda kyetaagisa ensimbi nnyingi nnyo
510
mwebale nnyo okumpuliriza bakulu bannange
511
gavumenti bwerivaayo neyongera amaanyi mu tteeka lyebiyiiye abayiiya balitandika okubifunamu
512
baali balowooza nti nakoma naye mukama nankwatirako ne nzira engulu
513
omwenge omungi mubi nnyo
514
lwaki weewola ssente nga tolina nteekateeka gyozikoledde
515
osobola okusomesa eddiini mu ssomero
516
ttaano
517
musanvu
518
ye
519
emu
520
mukaaga
521
bbiri
522
munaana
523
nedda
524
ssatu
525
abaana bano babadde bawoggana
526
omwana oyo yali musiru mu kibiina naye kati mugagga
527
mwenda
528
nasindika ssente ku ssimu yange naye tezaatuka
529
omubaka bukyanga alondebwa tateesangayo wadde ekiteeso ekimu
530
nteraako emmere ntono nnyo kuba gye tuva tusoose kulya
531
yagenda okuyingira ekidaala nga buli muntu amulinze
532
oba lwaki omuntu bwakuyisa obubi naawe nomuyisa bubi anyiiga nnyo okukusinga
533
ndi musajja mukenkufu nnyo asaanira okuweebwa omulimu wano
534
ekifuba ne ssenyiga bisumbuwa nnyo mukazi wange
535
naye mu butuufu bbaasi bwe zirijja nga bwe batusuubiza omujjuzo gujja kukendeera
536
naye mu butuufu abavuzi ba booda booda bagobebwe mu kibuga
537
ebintu naddala engoye bisaana kuba nga si bya buseere
538
enkuba bwetonnya ate omuntu ne yeeraliikirira ebisooto
539
gamba omukazi oyo atuwe emmere
540
tekinologiya ayonoonye abantu
541
essowaani evudde ku mmeeza negwa wansi naye teyatise
542
obadde olowooza nti neerabidde nti nkubanja ssente zange
543
wabula omulembe gugenda gukyuka buli lukya kati osobola okugula amasannyalaze ku ssimu
544
bwobeera ku mikutu gi mugattabantu si kyangu kumanya kituufu
545
ennaku zino ssennyiga mungi nnyo mu bantu
546
munnabyabufuzi asaanidde okuba omuntu omwesimbu
547
omwana ono gwe amwonoonye kuba yali mwana mulungi
548
oteekeddwa okumanya eddaala lyoliko buli wantu wobeera
549
omwana muzibe yeewuunyisizza nnyo abazadde bwe yasunye obulungi endongo
550
mukyala wange afumba eka teyali mwangu nga mmukwana
551
ettaka lya buseere ennaku zino
552
nze naawe obulamu bubeera bunnyumira nnyo
553
njagala ntambuleko nsobole okugenda ku masomero agali akumpi wano
554
kyewuunyisa nti amin yawolako ensi za buwarabi ensimbi okwekulaakulanya
555
nze nali sinnaba kukola kintu kyonna ku ssomero lino
556
ekire kyenkuba kikedde kutonnya era ne kireeta empewo mu kibuga
557
omulimi emiti gya muwogo gyagenda okusimba agitereka ewatali musana ate nga wakalu
558
abantu abamumanyi batono nnyo era tasobola kuwangula kalulu
559
olugero luno luggwayo lutya
560
engeri omusomesa oyo gyawandiikamu yandibadde musawo kuba be bawandiika obubi
561
eyo essaati singa osalawo okugigula nnange nkusasulirako
562
lwaki abantu abatta bannaabwe tebaweebwa bibonerezo bikakali
563
olaba ne mugandawo taata ne maama nga yomu akutta olwo mukwano gwo
564
omululu kintu kibi nnyo
565
enviri kye kitiibwa kyabakyala
566
musaanidde mulekere awo okunnyooma kuba si kirungi
567
gendako e kampala olabe abantu bwe batuuyana okufuna ssente ekiro nemisana
568
mpulira nga neesunze okuwulizaako okuva gyoli
569
njagala okutuusa obweyamo bwange eri abasomesa bange nti nja kukyusa empisa zange
570
ogusajja ogwo sigwagala naye guneesibako
571
embeera yobwavu yansindiikiriza okuyingira mu magye
572
nsonga ki ekuviiriddeko okukola otyo emirimu
573
ekikopo ekyo wandibadde okiggyawo wansi awo
574
omukulembeze abeera kyakulabirako
575
waliwo eyamenye ennyumba yange nabba ebintu byange ebyomugaso
576
lwaki togendako mu ssinzizo ne weenenya ebibi byo
577
omukulembeze aweze entambula eyolukale okuva nolunaku lwenkya
578
naye ate nsuubira nti tusaanidde okweyisiza obulungi ku bantu
579
weebale nnyo emirimu gyokola
580
amasinzizo nno agasinga gaggaddwa olwekirwadde ekya corona
581
waliwo nno abenzikiriza mu ggwanga lyaffe abalowooza nti osobola okusaba obusabi obulwadde ne bugenda
582
omukulembeze weggwanga afaayo eri abantu be
583
enkoko erwanaganye nekinyonyi nga kitwala akaana kaayo