text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_27783850.wav|Okusinziira ku bannabyangigiriza wamu n'abakugu mu byobulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27755529.wav|Ekitongole kyawamba emmotoka eno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28352508.wav|Abasawo b'ebisolo bayambye abalunzi okwetooloola eggwanga lyonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28540344.wav|Ne tumubuuza nti Ssebo omusawo, tukole ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24816101.wav|Wabweru wanyogovu nnyo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772198.wav|Kyakolebwa kiti olw'ensonga nti kyalengerwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24491217.wav|Ompa magezi ki ku nsonga eno? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852543.wav|Abantu kati batunda eddagala mu bumenyi bw'amateeka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28215749.wav|Ekyo bwe kiggwa, oyo gwe basibye ku maaso nga bamukwasa akaggo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28020591.wav|Minisitule y'ebibamba erina okuteekawo amateeka ku kusenza abanoonyiboobubudamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28242495.wav|Uganda erina abanoonyiboobubudamu abeerabirira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28494107.wav|Tewali n'omu ku ffe ajja kukwanguyirizisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28038974.wav|Obwenkanya obulwisiddwa bwe bwenkanya obugaaniddwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28505073.wav|Ekyennyanja nakyo kyetaaga kufumbibwa nga tekisiikiddwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27805145.wav|Alina ebintu by'ayogera ku nkyukakyuka y'Oluganda ensangi zino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24831634.wav|Enneeyisa ye ekyuse nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27760254.wav|Gujja mpolampola mungeri gy'otayinza na kutegeera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28168027.wav|Okumanyisibwa ku kkookola w'amabeere kusobola okukolebwa mu masomero okutuuka ku bibinja by'abawala ebinene. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24039127.wav|Tukoze okunoonyereza kuno nga twagala tumanye ebizibu ebiruma abakozi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27824205.wav|Omwezi guno abakozi tebasasulwa musaala mulamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28352019.wav|Ebyo nnabivaako nga binnumya nnyo omutwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28087084.wav|Lukwago yatwalibwa e Nairobi omwezi oguwedde oluvannyuma lw'okujjanjabibwa ekirwadde kya Alaje omukambwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398857.wav|Enteekateeka ya 'Emmwanyi Terimba' ejjumbiddwa nnyo mu Buddu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27872018.wav|Oweekitiibwa Nelson Kawalya yabuuliridde abayizi b'essomero lya Kiboga Progressive. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28493101.wav|Omwana okuwandiisa bbayiro ng'ate abadde akozesa kkalaamu sikyangu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28408641.wav|Ekijanjaalo abaana baakyo kibaliisiza ku miguwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24163914.wav|Ndabyeko amaka agabadde amalungi nga gali ku musaala bwe gatandika okusabiriza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28533877.wav|Idi ey'omwaka ogwo yagirya ssi bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739854.wav|Wabula bwe weekaliriza obulungi ennyumba eyo yakyama. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24786986.wav|Omulwadde eyafa obulwadde bwa kolona ajja kuziikibwa omwezi guno ogw'omwenda |
resampled_wavs/common_voice_lg_28200700.wav|Muwakanya kitegeeza ekiseera ekiwakanya kiri ekiwedde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24875404.wav|Omubaka w'akakiiko akateeseza eggwanga yegatta mu bulamu bw'ebyobufuzi ku mwaka omuto. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28240271.wav|Ebigambo bino bikozesebwa ddi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241841.wav|Maama wange ne jjajja wange omukazi balina bye bakola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24122327.wav|Singa oba ovuga emmotoka n'eyabika omupiira tolinnyirawo ku biziyiza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24015956.wav|Omukulu w'essomero yabadde musanyufu nga ebibuuzo bikomyewo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24144296.wav|Nsonyiwa ndi mupya ku kkubo lino akapande mbadde sikalabye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28163993.wav|Ekikozeso ekyeyambisibwa mu kulima. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24479395.wav|Omuntu ayina buli kimu mu maaso ge okugaggawala oba okwavuwala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27783997.wav|Abaana abo bayambibwe batya okumanya emizannyo gye balina okuzannya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317417.wav|Yintaviyu eyo ekolebwa kati? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28293540.wav|Mutesa nga bw'ali omufuzi wa wano agenda kubagoboloza emirundi nga kkumi mu masanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28135640.wav|Ebirala bingi bye bafalaasiranga abaana nga bali ku kyoto. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24778249.wav|Abakulembeze baasaba poliisi eyimbule abantu abaakwatibwa mu musango. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28522934.wav|Ebintu byaffe n'ebitongole byaffe biyinza kutuyamba bitya okwangnganga okusoomoozebwa kuno? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28038970.wav|Wano mu Buganda ebibanja tubikuumira ku buntubulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23754265.wav|Omuti gwe baabadde batema gwagudde ne gukuba enju. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28336994.wav|Endiga y'ensolo yokka etambula ng'ekotese omutwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27768245.wav|Eeh nga ndabye ennaku, nga ndabye ennaku. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046204.wav|Naye nga tebirina kye bibayamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28523489.wav|Bw'alonda omusumali, asuula omwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27767820.wav|Mu ngeri eyo ng'omusaayi gwabwe gugenzeemu obuwuka obw'obutwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28221950.wav|Mulamwa ki omukulu oguli mu kitontome kino? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066788.wav|Ani ayigiriza omwana omuto okwogera? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28135130.wav|Era nga naye abatuuze bamulumirizza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28350108.wav|Baayagala okuzuula enkola za gavumenti mu masomero ga pulayimale. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771309.wav|Abo abeewa ez'omu mba anti era be bazikuba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27824101.wav|Tunuulira omwana omuto, okuviira ddala ku kalira, okutuusa lw'atuuka okwetongola yekka mu maka agage. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28199360.wav|Enzizi mu byalo zirina okugogolwa n'okussibwako olukomera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241457.wav|Disitulikiti ejja kukendeeza emisango gy'abaana abafuna embuto. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28351957.wav|Bannayuganda bameka abali mu mbeera ey'obwavu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24886127.wav|Ekitundu ky'ekikolo kya kasooli eky'ewaggulu kiriiriddwa embuzi zino ezitaayaaya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27822572.wav|Twetaaga nnyo okulafuubana okumanya eby'obuwangwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23727822.wav|Tuvudde wala nga tutawaana n'ekirwadde kino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28337451.wav|Abakungu ba gavumenti bakubiddwa amasasi emisana ttukuttuku ne bafa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28194699.wav|Kojja ky'ava yeeganzika mu kayumba ng'ako! |
resampled_wavs/common_voice_lg_27815081.wav|Abavubuka beenyigira mu mirimu ki nga bawanduse mu masomero? |
resampled_wavs/common_voice_lg_23757054.wav|Mu biseera ebimu enkuyege zirya ebiti bya muwogo singa asimbibwa mu biseera by'omusana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24875536.wav|Kya yongeza ku busobozi bwabwe okutuukiriza ebigendererwa byabwe obulungi ate mu bwangu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28163541.wav|Enkola empya kati y'eyanguya emirimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046117.wav|Kikwetaagisa okulungamya bbulooka wo ng'olaga obuwandiike bw'emiwendo mw'oyagala okutundira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28492331.wav|Ekifaananyi ekiraga oluguudo Kabakanjagala okuva mu Bulange. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23955300.wav|Abantu batya nnyo emmundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27917219.wav|Engeri Abafirika gye baatulamu ebigambo ebeera ya njawulo ku Luzungu olumanyiddwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860959.wav|Osobola okujjanjabibwa endwadde endala ez'ekikaba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28035884.wav|Kino kiddiridde akakiiko k'ebyokulonda okufulumya empapula za Robert Kyagulanyi eri munnamateeka omu eyazisaba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24427187.wav|Owulira nga weetegekedde akalulu kano? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28231162.wav|Ebyo byonna bikolera wamu awatali kukontamuuko wadde nakamu , newankubadde nga ffe tuzibuwalirwa okubinyonyola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28515339.wav|N'akkiriza okujja ewange akole. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28465166.wav|Zaatandikira ku munaala gwe Babel. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28176093.wav|Agenti akola ku lw'omulala oba ku lwa kkampuni. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066694.wav|Awo olwatuka ne wabaawo amaka agaali mu kyalo ekirungi ennyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357408.wav|Abantu baanirizza okunaaba engalo ng'engeri y'okukomya okubalukawo kwa Ebola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909126.wav|Twandisse ente namba kuba tusuubira abagenyi bangi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28362350.wav|Mpaayo erinnya eddala eriyitibwa akaddo ako singa kateekebwa mu ky'ogero? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27914185.wav|Balowooza nti bannaabwe bokka be balina okubagambako mu nsobi ze bakola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27823603.wav|Bizinensi zitandikibwawo bantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28306573.wav|Abeebitiibwa baakukozesa oluguudo lwa Kyambogo era bayitire mu mulyango gw'omumaserengeta okusobola okutuuka aweewandiisizibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28162297.wav|Wali ogezezzaako okubuuka omuguwa ogusibiddwa eludda n'eludda oba olukomera olw'engeri yonna? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317484.wav|Owekitiibwa Mulwanyammuli Ssemwogwrere yaliko katikkiro wa Buganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27963724.wav|Okuyimiriza kuno kugenda kumala omwezi gumu nga KCCA bwe yeebuuza ku be kikwatako. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23798583.wav|Lwaki oyagala nnyo okwewola ate nga tonnakola? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24903327.wav|Amasomero mangi mu Uganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28221839.wav|Abooluganda lw'omugenzi baanyolwa nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25041636.wav|Abamu ku baakoseddwa baabadde bava ku kyalo ekiriraanyeewo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27873278.wav|Bino abitegeezezza olukungaana lwa bannamawulire lw'atuuzizza mu Bulange e Mmengo |
resampled_wavs/common_voice_lg_27915096.wav|Ebizimbe by'essomero bikoseddwa amataba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24875403.wav|Waliwo obwetaavu bw'okuzimba ebibiina ebirala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27757735.wav|Kiritugasaaki okukifuuwa nga tukizza munda ng'ate tukyalina obudde okuwonya Buganda yattu eno? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27914341.wav|Ani yabumba ekibumbe ekiraga obwetwaze bwa Uganda? |