text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_28238845.wav|Nja kulya bali abakulu
resampled_wavs/common_voice_lg_28366256.wav|Omukungu bwe yafa abantu bonna baafuna okunyolwa mu mitima gyabwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28408908.wav|Batandiseewo ekifo ewakuumirwa bamulekwa ekipya.
resampled_wavs/common_voice_lg_25011654.wav|Bannayuganda abamu bakolera bizinensi mu south sudan.
resampled_wavs/common_voice_lg_28534114.wav|Obummonde butokose butokosi nga tobusiise.
resampled_wavs/common_voice_lg_28036678.wav|Weesanga nti waliwo akaseera akatono ennyo oli wayagalira okukugya ku ky'ozze weekuumiramu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27804362.wav|Ono ye Munnayuganda eyasooka okusamba omupiira gw'ensimbi mu Bulaaya mu butongole?
resampled_wavs/common_voice_lg_28268075.wav|Naye nga lwaki oyogera ebigambo bwebityo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28015536.wav|Musajja wattu, bino by'ofunye mu kudigida n'abakazi!
resampled_wavs/common_voice_lg_27784173.wav|Bweyamalanga ekyo olwo nabagamba nti nze mmaze okubawa ebyange kaakati nnammwe muyingizeemu ebyammwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28497891.wav|Ku bintu bye tulaba, kirungi okubimanyaako lwaki biri bityo?
resampled_wavs/common_voice_lg_24012846.wav|Ssenga wange baamusibye olw'okutwala omwana ku kyeyo n'afiirayo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28408954.wav|Nnyonnyola amakulu agali mu linnya.
resampled_wavs/common_voice_lg_27804067.wav|Kati emyaka giweze ataano mu etaano okuva ebintu bya Buganda lwe byawambibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27812793.wav|Era nti baakukebera abapoliisi bonna ku kitebe n'abakugu abakola ku kkamera enkessi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27739642.wav|Musumba wama nedda, si kyekyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28168553.wav|Buvunaanyizibwa bwa gavumenti okukuuma abantu baayo eri akabi konna.
resampled_wavs/common_voice_lg_27923222.wav|Toli mwepansi, toli mwerazi, ossa mu bantu ekitiibwa n'ebirala bingi ebikwegombesa muntu ggwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28224044.wav|Kino nno, kintu kibi nnyo eri abasinga obungi mu bakungu abali mu buyinza e Mengo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28314933.wav|Abesimbyewo ku bwa pulezidenti basuubiza ebintu bingi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27952096.wav|Awo we yagambira nti 'wabula nkooye'
resampled_wavs/common_voice_lg_24142590.wav|Obwedda nkugamba tugende nga gwe toyagala kati laba ebivuddemu.
resampled_wavs/common_voice_lg_25059651.wav|Disitulikiti y'e Isingiro eyongera ku butale bwayo obw'ebyobulimi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28166070.wav|Kizira okulootololera banno ng'oloose omuntu eyeetuze.
resampled_wavs/common_voice_lg_23784550.wav|Omusajja eyasooka okukwatibwa abaserikale si ye mutemu avunaanyizibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_24202965.wav|Omwana oyo alera bulungi abaana.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871527.wav|Bintu bimeka ebyaguliddwa?
resampled_wavs/common_voice_lg_24129149.wav|Ekide ky'agenze okuvuga nga abaana bonna batuuse.
resampled_wavs/common_voice_lg_24902549.wav|Emiti egisalibwa mu bumenyi bw'amateeka gitundibwa bweru wa ggwanga.
resampled_wavs/common_voice_lg_27991186.wav|Atenderezza Maasomoogi olw'okukumaakuma abantu be n'okusosowaza abavubuka.
resampled_wavs/common_voice_lg_24875703.wav|Okukubaganya ebirowoozo okumu ku laadiyo kusonga ku butale bw'ebirime by'abalimi obulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24875200.wav|Embuto z'abatiini zitera ku beera wakati w'emyaka ekkumi n'esaatu n'ekkumi n'omwenda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28164123.wav|Omuluubirizi akwanaganye ensonga ze n'ebirowoozo ebyekuusa ku bino
resampled_wavs/common_voice_lg_28408953.wav|Abasawo baatandise okwekalakaasa olw'embeera embi mwe bakolera.
resampled_wavs/common_voice_lg_28184064.wav|Ebiseera ebyo ku nsi tekwaliko biramu birala byonna
resampled_wavs/common_voice_lg_28357871.wav|Obulungi kye ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_24790352.wav|Abavubuka bakubirizibwa okukola ennyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28242843.wav|Okujjako Nakyeyune, abasigadde bakulembeze ku mitendera egy'enjawulo mu mizikiti egy'enjawulo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28515774.wav|Awo nno ebintu nyiikiranga okubimanya olyoke obyogereko ng'otegeera ky'ogamba.
resampled_wavs/common_voice_lg_28239318.wav|Omusomi era omwogezi w'Oluganda ate naawe anyumirwa okuwagala obwongo ku nsonga z'okuwandiika Oluganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28282627.wav|Etteeka ku mitendera gy'okufuukamu omusawo w'ekkinnansi ligezesebwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28268146.wav|Mu ggombolola lya Nnyendo, National Unity Platform yakungaanyizza obululu kikumi kkumi na kamu
resampled_wavs/common_voice_lg_27775383.wav|Kabaka yagendanga ku lusozi n'asaba emisambwa gyakwo nti olutabaalo lugende bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24295754.wav|Bwe nali nkyakola mu kampuni eyo twakeranga ne tusimba ku mulyango.
resampled_wavs/common_voice_lg_25116608.wav|Amateeka g'ebyokwerinda gaateekebwawo okukuuma abatuuze.
resampled_wavs/common_voice_lg_28408238.wav|Kino ne kibawaliriza okutandika okukolera essaawa empanvu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27912848.wav|Okwekenneenya kwalaga nti okukuza abaana kyali kivudde ku kubeera omulimu gw'amaka n'ekyalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772206.wav|Oluvannyuma lw'okutalaaga Buganda mu Ttoffaali.
resampled_wavs/common_voice_lg_27815463.wav|Mmwe abeeyibaala nti tewali agenda kubalaba mwerimba!
resampled_wavs/common_voice_lg_28240192.wav|Tebaalwa nga baamulabye dda we yali attude ne muganzi we.
resampled_wavs/common_voice_lg_28144138.wav|Emisango gy'okusobya ku baana abatanneetuuka gyeyongera ennaku zino.
resampled_wavs/common_voice_lg_27739863.wav|Ebizuulo byonna byetooloolera ku mateeka ago.
resampled_wavs/common_voice_lg_28533778.wav|Ne mpuliriza byonna by'ayogera era nga bwe mmwenya.
resampled_wavs/common_voice_lg_24831782.wav|Tuyinza tutya okumalawo ebbula ly'emirimu mu bavubuka?
resampled_wavs/common_voice_lg_28352480.wav|Olumoonyere kye ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_28337243.wav|Ye mwana wange nga kirungi n'otandika okukola, kale singa siwatandika kukola ono wandimusanze wa?
resampled_wavs/common_voice_lg_28287851.wav|Erinnya Ssekirembwe mu bujjuvu liri Ssekirembwe kitaakule kizimba mu lumuli.
resampled_wavs/common_voice_lg_24910420.wav|Ebyobujjanjabi bisembezeddwa okumpi n'abantu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27808738.wav|Obadde okimanyi nti abawala abasinga ababeera n'ebirwadde ebitali bimu baba babalagavu?
resampled_wavs/common_voice_lg_28019005.wav|Yatunula ku ssaawa n'akuba n'enduulu ng'obudde bugenze tamanyi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27755517.wav|Bino bizira okubikolera mu kaabuyonjo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28294507.wav|Abavubuka n'abaana beetaaga okuwabulwa okwa buli lunaku okuva eri bazadde baabwe n'ababalabirira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28209002.wav|Kkooti esazeewo aweerezeeko emyezi ena gyokka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28155659.wav|Wajja kubaawo okumanyisibwa ku bipya ku kawuka ka kolona okuva eri minisita w'ebyobulamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27821569.wav|Waliwo omuntu ayagala okugula omuswaki okuva mu dduuka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28018275.wav|Ebiseera ebimu ebikozesebwa mu kufulumya ebyapa bibeera bitono, kino ne kireetawo akasoobo mu mpeereza.
resampled_wavs/common_voice_lg_24980352.wav|Bategezeddwa gye balina okugya ensigo ennungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28317168.wav|Ebitabo byabwe byonna yabiyuzayuza, ekkalaamu zonna n'amenyamenya awamu nokuyuza ensawo zaabwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325694.wav|Okusalawo okw'enkomeredde kwe kusalawo okukola ekintu oba obutakikola.
resampled_wavs/common_voice_lg_27755856.wav|Biyinza okwetaaza ayanukula okunnyonnyola ku ekyo ekimubuzibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27923289.wav|Okusinziira ku Minisita Waggwa Nsibirwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_24163886.wav|Abalonzi buli kaseera babeera basabiriza ssente okuva mu bakulembeze.
resampled_wavs/common_voice_lg_28533917.wav|Nalubega bwe yannyonnyodde Ssenkulu eyamusanze mu ofiisi y'ettabi e Mpigi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28292945.wav|Enguudo ezirimu ensiko za bulabe eri abazikozesa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28357781.wav|Enje nakyo kika kya kisolo wano mu Buganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871531.wav|Ennyumba Batandabeezaala erina amakulu agagamba nti Kabaka azaala Kabaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28324927.wav|Obukugu obwafunibwa buyambye mu kutumbula embeera z'abantu ze bawangaaliramu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28033114.wav|Yatuma mwannyina amuleetere empuuta.
resampled_wavs/common_voice_lg_28216267.wav|Okutuukira mu kya Mugwanya kye ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_27821924.wav|Uganda kati erina ssaabalamuzi omuggya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28318588.wav|Kateregga abadde akola kinene mu nteeseganya ezikwatagana n'okugaba liizi ku ttaka ly'Obwakabaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28221463.wav|Omuvunaanibwa asobola okujulira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28017566.wav|Naye emiwendo gyombi ogw'abantu n'ente gyakyukananga nnyo, kubanga abantu bangi nga battirwa mu ntalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27761483.wav|Omwana kiba kirungi okuyigira mu Lulimi lwe oluzaaliranwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28216131.wav|Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bisolo by'omu nsiko kyatadde abakozi ku nsalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27903533.wav|Ebibiina by'obufuzi byonna bironda abaneesimbawo okubikiikirira mu kulonda okujja.
resampled_wavs/common_voice_lg_28066758.wav|Abaana ne balayira obutakola kintu ng'ekyo nga bakuze.
resampled_wavs/common_voice_lg_27807358.wav|Yazannya, n'azannya, n'azannya n'azannaya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28168770.wav|Ssebwana amagezi ag'okumuggya ku ntebe nga tategedde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27999941.wav|Jjukira nti tewaabanga kikolebwa ng'omwami w'ekyalo tategedde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27775974.wav|Tusaanye tukimanye nti n'abo abatadoodooma maloboozi babeera basajja.
resampled_wavs/common_voice_lg_28306156.wav|Sabbiiti eyise muyize obuntubulamu era tusuubira nti mujja kwekwata ku miramwa gye muyize.
resampled_wavs/common_voice_lg_28471034.wav|Kijja kuba kizibu ku muntu alamula.
resampled_wavs/common_voice_lg_28181342.wav|Lukuba eggu ne luleka omuzima.
resampled_wavs/common_voice_lg_24809645.wav|Tuyinza kukomya tutya okusaasaana kirwadde ky'akawuka ka kolona mu ggwanga lyaffe?
resampled_wavs/common_voice_lg_27914340.wav|Okutema emiti n'okukuba bbulooka bisaanyaawo obutonde bw'ensi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27808761.wav|Nnina omuzinga gwange naguwanika waggulu na guno gujwa temuli njuki.
resampled_wavs/common_voice_lg_28235595.wav|Waliwo ekitundu mu ssemateeka ekigamba nti obuyinza buli mu bantu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28471948.wav|Yeebaza Katonda amukumye naddala wakati mu kusoomoozebwa
resampled_wavs/common_voice_lg_28078381.wav|Yali yaakatambula n'awulira nga talina maanyi.