Path
stringlengths 7
45
| Key
int64 1
5k
| Speaker
stringlengths 1
36
| Transcription
stringlengths 7
138
|
---|---|---|---|
5/53.wav | 5 | 53 | Ebimera ebimu bifa olw'ebbula ly'omusana. |
5/40.wav | 5 | 40 | Ebimera ebimu bifa olw'ebbula ly'omusana. |
5/2.wav | 5 | 2 | Ebimera ebimu bifa olw'ebbula ly'omusana. |
1862/8.wav | 1,862 | 8 | Eyaliko ssaabaminisita wa kuziikibwa leero. |
4644/11.wav | 4,644 | 11 | Loopa buli ekimenya amateeka ku poliisi. |
4471/64.wav | 4,471 | 64 | Abanywi ba sigala balina okufaayo ennyo ku bulamu bwabwe. |
853/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 853 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Langi enjeru nnungi. |
3889/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,889 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Omukulu w'essomero teyayogera eri bayizi. |
1476/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,476 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Ebiragiro bya kkooti birina kye bitegeeza eri bamusigansimbi. |
4638/11.wav | 4,638 | 11 | Eddagala likola bulungi ku balwadde b'akawuka ka kolona? |
2069/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,069 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Bulijjo tambulanga n'endagamuntu yo okumanyibwa amangu. |
1465/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,465 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Ttiimu ya Express ewa essuubi okukola obulungi. |
4858/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,858 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Tukusiima olw'okubeera omukyala omugumu. |
4402/10.wav | 4,402 | 10 | Buli omu wa ddembe okuyamba. |
2380/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,380 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Abakulembeze bonna balina okugenderera okulwanyisa abaana okufumbirwa. |
3864/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,864 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Abaana nabo beetaga obukooti obwamabalibwa ku mazzi. |
2713/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,713 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Omubaka wa paalamenti akubirizza abantu okwenyigira mu bulimi. |
884/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 884 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Munnamateeka wa pulezidenti afudde mukadde nnyo. |
3708/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,708 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Ndi munyiikaavu nnyo n'omulimu. |
384/5.wav | 384 | 5 | Waliwo omuze ogweyongera ogw'okusaasaanya amawulire amafu. |
3477/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,477 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Gavumenti ejja kuzimba entindo ssatu mu Arua. |
2479/fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80.wav | 2,479 | fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80 | Malwaliro ameka ag'ebitundu awasindikibwa abayi getuyina mu Uganda? |
236/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 236 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Waliwo okulambula kw'ebyobulamu okugenda mu maaso mu buli disitulikiti. |
236/5.wav | 236 | 5 | Waliwo okulambula kw'ebyobulamu okugenda mu maaso mu buli disitulikiti. |
1547/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,547 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Abantu bali mu lugendo okujaguza n'okunyumirwa ennaku enkulu. |
56/53.wav | 56 | 53 | Ekikoola ekyonoonese kiyinza kuba nga kivudde ku mbeera y'obudde mbi. |
854/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 854 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Tuyingiza abakugu abali ku ddaala erya waggulu. |
2822/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,822 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Yatona ezimu ku mmotoka ezitambuza abalwadde. |
599/5.wav | 599 | 5 | Abalwadde balina okugobereea ebiragiro nga bwe bibaweebwa omusawo. |
3071/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,071 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Abakulembeze b'abasiraamu abamu baleetawo okweyawulayawula. |
3733/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,733 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Twetaaga okuzza emirembe mu bukiikakkono bwa Uganda. |
715/059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf.wav | 715 | 059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf | Kaweefube w'okulambula ebyobulimi agenda mu maaso okwetooloola eggwanga. |
1815/8.wav | 1,815 | 8 | Mu biseera by'omuggalo kyali kizibu abantu okudda mu Uganda. |
13/53.wav | 13 | 53 | Obubaka ku katale k'amatooke bulina okuweebwa abalimi bonna |
2906/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,906 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Abantu bagenderera obutagoberera biragiro. |
2471/fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80.wav | 2,471 | fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80 | Akadde k'abatuuze okubeera ku ttaka lino kaweddeko. |
3270/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,270 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Meyiro yo eri ki? |
4399/10.wav | 4,399 | 10 | Kozesa buli mukisa okufuna ky'oyagala. |
327/5.wav | 327 | 5 | Ebitongole kati bivuddeyo okuyamba abeetaavu mu kitundu. |
1534/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,534 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Guno omuzannyo gwa ddala, fuba okulaba ng'oli ku kitundu ku gwo. |
566/5.wav | 566 | 5 | Ennaku zino olina okunaaba mu ngalo nga tonnayingira bbanka. |
3017/66a82697-a827-466f-8d04-21a733ad058d.wav | 3,017 | 66a82697-a827-466f-8d04-21a733ad058d | Mikwano gy'omulabirizi kibinja ekyatandikibwawo mu nkumi bbiri kkumi na munaana |
3346/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,346 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Uganda yaweebwa ekirabo ky'obutonde. |
3959/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,959 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Mu kusoma ebyawandiikibwa, tumanya ebisingawo ku Yesu Krisitu. |
1401/900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7.wav | 1,401 | 900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7 | Ekitingole kya Dairy Development Authority kiwomye omutwe mu kufulumya amata, okugalongoosa n'okugasaasaanya. |
3567/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,567 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Abaana abatalaba bulungi bayinza okusosolebwa mu ssomero. |
2290/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,290 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Kijja kutondawo emirembe n'entegeeragana mu bibinja ebibiri. |
4508/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,508 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Nnansi yawadde omulwadde obujjanjabi obusookerwako. |
20/53.wav | 20 | 53 | Buli Mande, abalimi bawabulwa ku nnima y'emmwanyi |
3387/63.wav | 3,387 | 63 | Abazadde abamu tebamanyi mugaso gwa kusoma. |
4060/9.wav | 4,060 | 9 | Abalwadde abamu baasiibuddwa okuva mu ddwaliro. |
1665/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,665 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Emyoleso olumu gituusa ku bantu empeereza ey'obwereere. |
26/53.wav | 26 | 53 | Abalimi baweebwa omwagaanya okubuuza ekibuuzo kyonna ekikwata ku byobulimi n'obulunzi. |
247/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 247 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Bambi mwewale enkungaana n'ebifo by'olukale mu biseera bino eby'ekirwadde bbunansi. |
247/5.wav | 247 | 5 | Bambi mwewale enkungaana n'ebifo by'olukale mu biseera bino eby'ekirwadde bbunansi. |
1008/7.wav | 1,008 | 7 | Meeya w'ekibuga kyaffe yazirika oluvannyuma lw'okuwangulwa amuvuganya. |
3374/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,374 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Abazadde b'omulenzi alumizibwa baategedde embeera ki mutabani waabwe mwe yakubibwa essasi. |
904/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 904 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Okutwala ettaka lya kkanisa si kirowoozo kirungi. |
2524/28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad.wav | 2,524 | 28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad | Bwoba olowooza nti okusoma kwa bbeyi gezaako obutamanya. |
1024/7.wav | 1,024 | 7 | Ebibiina by'ebyobufuzi birina okwekubamu ttooki okwetereeza. |
3214/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,214 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Obunyiikivu bw'abakozi bo eri omulimu obutwalira ku ddaala ki? |
527/5.wav | 527 | 5 | Abawiboomusolo tebatera kuba batebenkevu okwogera ennyingiza zaabwe zonna. |
2381/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,381 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Okuwasa abakazi abangi weewo nga omusajja alina omukyala asukka mw'omu mu kaseera ke kamu. |
1821/8.wav | 1,821 | 8 | Okusobola okubeera obulungi, tolina kubeera kumpi na nsozi. |
4983/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,983 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Ssentebe w'ekyalo kyaffe ategese empaka z'omupiira okutandika ne wiiki ejja. |
124/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 124 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Kikulu nnyo emikutu gya ffirimu okubeera ne bannamawulire ab'ebitone. |
124/5.wav | 124 | 5 | Kikulu nnyo emikutu gya ffirimu okubeera ne bannamawulire ab'ebitone. |
75/53.wav | 75 | 53 | Omulimi ku kyalo ky'e Bukujju yatulaze ebimu ku bimera ebirwadde mu nnimiro ye. |
2501/fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80.wav | 2,501 | fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80 | Abakozi mu ddwaliro balina okuweebwa ssente ez'obukozi buli lunaku. |
3629/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,629 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Akasanduuko k'obujjanjabi obusookerwako kabaamu ki? |
2625/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,625 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Emyezi etaano ewatali kusaslwa kiwanvu nnyo. |
1561/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,561 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Tuwa obubaka obuliko ku mirimu egy'enjawulo. |
1976/8.wav | 1,976 | 8 | Okulambula kwafundikirwa minisita. |
3356/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,356 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Ebisolo by'omu nsiko byeyongera obungi buli mwaka. |
2828/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,828 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Abawala bangi ab'essomero basobezebwako buli mwezi. |
3462/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,462 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Omulamuzi yayimirizza okuwulira omusango okutuuka olunaku olulala. |
3900/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,900 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Abazadde balina okulabirira abaana baabwe bonna. |
4053/64.wav | 4,053 | 64 | Abakuuma ddembe bekenenyezza bulamu bw'omuserikale. |
4021/64.wav | 4,021 | 64 | Ebibiina by'abalimi bijja kufuna obuyambi bw'obulimi. |
868/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 868 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Omugole omukyala alina okufaayo ku kiteeteeyi kye eky'embaga. |
3483/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,483 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Kampuni ezimba eteekeddwa okukolera awamu n'abobuyinza ku nguudo. |
2829/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,829 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Okusobya ku baana kuleeta obufumbo obukake. |
2306/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,306 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Mu kuyita mu buvunaanyizibwa obwa wamu, ebitongole bisobola okutuukirira abantu mu kitundu. |
55/53.wav | 55 | 53 | Amabala ga kitaka mu kitundu ky'omu makkati g'ebikoola ebirwadde. |
3715/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,715 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Ttiimu y'omupiira ekolebwa abazannyi kkumi na babiri. |
59/53.wav | 59 | 53 | Amakungula g'amatooke amabi gavudde ku maize leaf rust. |
1623/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,623 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Tetujja kuwummula okutuusa ng'abantu tebakyayina musujja gwa nsiri. |
3044/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,044 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Era yali alwadde omusujja gw'enkaka. |
114/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 114 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Olina okuyiga engeri y'okukulaakulanyaamu bizinensi yo oluvannyuma lw'omuggalo. |
114/5.wav | 114 | 5 | Olina okuyiga engeri y'okukulaakulanyaamu bizinensi yo oluvannyuma lw'omuggalo. |
3607/63.wav | 3,607 | 63 | Omugigi omuto guyinza kuzzibwamu gutya amaanyi? |
4553/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,553 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Abantu byafaayo nnyo ku bizinensi zaabwe okusinga obulamu bwabwe. |
4085/64.wav | 4,085 | 64 | Gavumenti erina okuwuliriza bananyini bizinesi kiyambeko okukendezza obwavu. |
4506/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,506 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Ambyulensi teyeesigika. |
1299/900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7.wav | 1,299 | 900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7 | Etteeka eryo ligendererwamu okumalawo okuvuganya. |
2282/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,282 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Muganda wange aganyuddwa nnyo mu ku kozesa emizinga gy'enjuki egy'omulembe. |
3872/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,872 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Bakola ku pulojekiti y'okutumbula obukuumi mu kitundu. |
2496/28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad.wav | 2,496 | 28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad | Goberera ebiragiro ebitongole okusobola okutangira okusaasaana kw'akawuka ka kolona. |
131/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 131 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Bannannyini bizinensi beetaaga okunoonya engeri empya ez'okukolamu businensi mu nnaku za kkalantiini zino. |
131/5.wav | 131 | 5 | Bannannyini bizinensi beetaaga okunoonya engeri empya ez'okukolamu businensi mu nnaku za kkalantiini zino. |
Subsets and Splits