translation
dict
{ "ac": "Lobowa gwoko luring ayella mapol mwaka ki mwaka.", "en": "Our country hosts a large number of refugees every year.", "lug": "Eggwanga lyaffe libudamya omuwendo gw'ababudami bangi buli mwaka.", "lum": "", "rny": "Eihanga ryeitu niryakira empugi nyingi buri mwaka.", "sw": "" }
{ "ac": "En okato ki ikwed mapol ki bot lugwok kuc ma I bar dege.", "en": "She went through multiple security procedures at the airport.", "lug": "Yayita mu mitendera gy'ebyokwerinda egy'enjawulo ku kisaawe ky'ennyonyi.", "lum": "", "rny": "Akareeba omu miringo myingi y'eby'okwerinda aha kishaayi ky'enyonyi.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuni obedo ka culo cente me dak bot lutice pi cuko cwinygi wek gucit guti I kabedo mukene.", "en": "The company paid relocation expenses to encourage senior staff to move to another region.", "lug": "Kkampuni yasasulira abakozi baayo ab'eddaala erya waggulu ensaasaanya y'okusenguka okubakkirizisa okugenda mu kitundu ekirala.", "lum": "", "rny": "Kampuni ekashashura sente z'okufuruka kwenda kuheereza omujinywa abakozi abakuru kugyenda omu mwanya ogundi.", "sw": "" }
{ "ac": "Cwinya obedo yom me rwatte ki wata ma otero kare malac ma pe wanen.", "en": "It was exciting to meet my long-lost relative.", "lug": "Kyali kisanyusa okusisinkana owooluganda lwange gwe nnali ndudde okulaba.", "lum": "", "rny": "Kikaba nikishemeza kubuguna munywani wangye owaabuzire.", "sw": "" }
{ "ac": "Itiyo kwena kong con?", "en": "Where have you worked previously?", "lug": "Obadde okolera wa?", "lum": "", "rny": "Orakozire nkahi enyima?", "sw": "" }
{ "ac": "Tim mene ma olanyo pyem me volleyball?", "en": "Which team won the volleyball game?", "lug": "Ttiimu ki eyawangula omuzannyo gwa volleyball?", "lum": "", "rny": "Ni tiimu ki ehagwire omuzaano gwa voorebooro?", "sw": "" }
{ "ac": "Nyare onongo mot me lanyo I kilaci.", "en": "Her daughter won an award for getting the top marks in class.", "lug": "Muwala we yawangula ekirabo ky'okufuna obubonero obusinga okuba obwa waggulu mu kibiina.", "lum": "", "rny": "Omuhara atsigwire ekirabo ky'okutsingayo kutngira obubonero omu kiraasi.", "sw": "" }
{ "ac": "Pire tek me pwonyo leb pa jo mukene.", "en": "It is important to learn foreign languages.", "lug": "Kya mugaso okuyiga ennimi engwira.", "lum": "", "rny": "Nikirungi kwega endimi z'aheeru.", "sw": "" }
{ "ac": "Latin awobi ca kinywalo ma pe winyo lok.", "en": "That young boy was born deaf.", "lug": "Omulenzi oyo omuto yazaalibwa kiggala.", "lum": "", "rny": "Omwojo ogwe akazaarwa ari ekifamatu.", "sw": "" }
{ "ac": "Alako ngom man ki bot dadana.", "en": "I inherited this land from my grandmother.", "lug": "Ettaka lino nnalisikira kuva ku jjajjange omukazi.", "lum": "", "rny": "Kahungura eitaka eri ahari nyokwekuru yangye.", "sw": "" }
{ "ac": "Lulim piny gilimo ka mapol ma pigi tego ki I wi lobo.", "en": "Tourists visit many landmarks around the world.", "lug": "Abalambuzi bakyalira ebitundu bingi eby'enjawulo okwetoloola ensi yonna.", "lum": "", "rny": "Abarambuzi nibataayaayira emyanya mingi omu nsi.", "sw": "" }
{ "ac": "Otel mapol tye i taunwa pi lulim piny.", "en": "There are many tourist hotels in our town.", "lug": "Mu kibuga kyaffe mulimu wooteeri z'balambuzi nnyingi.", "lum": "", "rny": "Hariho hoteeri nyingi z'abarambuzi omu tauni yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "En nongo mucara alip miya abic dwe ki dwe.", "en": "She earns a monthly salary of five hundred Ugandan shillings.", "lug": "Afuna omusaala gw'omwezi gwa mitwalo amakumi ataano eza siringi za Uganda.", "lum": "", "rny": "Natunga omushaara gw'omwezi ogw'emitwaro ataano za shiringi za Yuganda.", "sw": "" }
{ "ac": "Kot ori pi wang cawa adek.", "en": "The court session lasted for three hours.", "lug": "Olutuula lwa kkooti lwatwala essaawa ssatu.", "lum": "", "rny": "Okushutama kwa kooti kumazire eshaaha ishatu.", "sw": "" }
{ "ac": "Abili gitye kitwero me kwedo kor bal.", "en": "The police has the power to investigate crime.", "lug": "Poliisi erina obuyinza okunoonyereza ku musango.", "lum": "", "rny": "Poriisi eine amaani g'okucondooza omushango.", "sw": "" }
{ "ac": "En aye lami tam ma kabaka geno adada.", "en": "He is the king's most trusted adviser.", "lug": "Ye muwi wa magezi owa Kabaka gw'asinga okwesiga.", "lum": "", "rny": "N'omuhabuzi w'omugabe arikukirayo okwesigwa.", "sw": "" }
{ "ac": "Mamana otiyo pi gamente pi mwakki maromo pyera adek.", "en": "My mother worked as a public servant for thirty years.", "lug": "Mmange yakolera mu gavumenti okumala emyaka amakumi asatu.", "lum": "", "rny": "Maama wangye akozire nk'omukozi wa gavumenti kumara emyaka ashatu.", "sw": "" }
{ "ac": "I lobowa, cokcok pacen pyera abic pa lupwonye obedo mon.", "en": "In our country, nearly fifty percent of teachers are women.", "lug": "Mu ggwanga lyaffe ebitundu kumpi amakumi ataano ku kikumi eby'abasomesa bakazi.", "lum": "", "rny": "Om'eihanga ryeitu, haihi obucweka ataano obw'abashomesa n'abakazi.", "sw": "" }
{ "ac": "Lacat-ti onyuto kit me tic ki Cuma meno.", "en": "The salesman demonstrated how to use the machine.", "lug": "Omutunzi yalaga engeri y'okukozesaamu ekyuma.", "lum": "", "rny": "Omuguzi shoboorire okubarikukozesa ekyoma.", "sw": "" }
{ "ac": "Kigiko cokke cawa aryo me kudiko.", "en": "The meeting concluded at eight o'clock in the morning.", "lug": "Olukiiko lwakomekkerezebwa ku ssaawa bbiri ez'oku makya.", "lum": "", "rny": "Orukiiko rukahendera shaaha ibiri z'akasheeshe.", "sw": "" }
{ "ac": "Apwoyo me bedo ka yuba cam ma koma onongo lit.", "en": "Thank you for preparing meals for me while I was sick!", "lug": "Weebale okunteekerateekera ebyokulya bwe nnali omulwadde!", "lum": "", "rny": "Webare kutebeekanisiza eby'okurya obunabaire ndwire.", "sw": "" }
{ "ac": "Lawang gamente ogamo lapeny pa lakub lok angeya.", "en": "A government official answered the reporters' questions.", "lug": "Omukungu wa gavumenti yayanukula ebibuuzo bya munnamawulire.", "lum": "", "rny": "Ofiisa wa gavumenti akagarukamu ebibuuzobya repoota.", "sw": "" }
{ "ac": "Lok meno kilaro I paliamen.", "en": "That issue was debated in parliament.", "lug": "Ensonga eyo yakubaganyizibwako ebirowoozo mu paalimenti.", "lum": "", "rny": "Enshonga eriyo nehajanywaho omu ishegyero.", "sw": "" }
{ "ac": "Nen calo abili gitye ka ngiyo lokke.", "en": "It seems the police is looking through this situation.", "lug": "Kirabika poliisi etunula mu mbeera eno.", "lum": "", "rny": "Nikireebuka ngu poriisi eriyo nereeba omu mbera.", "sw": "" }
{ "ac": "Wele kitwero lok iye.", "en": "The rent fee is negotiable.", "lug": "Ebisale by'obupangisa biteesebwako.", "lum": "", "rny": "Omushaara niguhajaanwaho.", "sw": "" }
{ "ac": "Manija aye ma moko tam ducu me agiki ki I kampuni man.", "en": "The manager makes all the final decisions in the company.", "lug": "Maneja y'akola okusalawo kwonna okw'enkomeredde mu kkampuni.", "lum": "", "rny": "Maneja niwe arikushariramu kampuni.", "sw": "" }
{ "ac": "Amito ngeyo lok matut madok I kom lokki.", "en": "I would like to know more details about this matter.", "lug": "Nandyagadde okumanya ebisingawo ebikwata ku nsonga eno.", "lum": "", "rny": "Ninyetanga kumanya ebiri kukwata aha nshonga egi.", "sw": "" }
{ "ac": "Wi abam ma kigero I mwaka mukato-ni opoto woko.", "en": "The bridge which was constructed last year has collapsed.", "lug": "Olutindo olwazimbibwa omwaka oguwedde luyiiseemu.", "lum": "", "rny": "Orutindo orwyombekirwe omwaka oguhweire rungwire.", "sw": "" }
{ "ac": "Yamo kacel ki kot obalo wi otwa ma pe wacce.", "en": "The roof of our house was damaged by the storm.", "lug": "Akasolya k'ennyumba yaffe kaayonoonebwa omuyaga.", "lum": "", "rny": "Eibaati ry'enju yeitu rikahuuhwa omuyanga", "sw": "" }
{ "ac": "Latin anyaka-ni oto cutcut ma oo I ot yat.", "en": "The young girl died as soon as she reached the hospital.", "lug": "Omuwala omuto yafa amangu ddala nga yaakatuuka mu ddwaliro.", "lum": "", "rny": "Omwishiki akafa kuyaahikire ati om'irwariro.", "sw": "" }
{ "ac": "Kiwaco ni meno anyuto waraga kikome me kwana I cawa me intabio.", "en": "I was asked to present my original academic documents during the job interview.", "lug": "Nasabibwa okulagayo empapula zange ez'obuyigirize zennyininnyini bwe nnali ndi mu kubuuzibwa kw'okufuna omulimu.", "lum": "", "rny": "Nkashabwa kuheerezayo ebihandiiko byangye eby'okushoma aha yitanvuuyu y'omurimo.", "sw": "" }
{ "ac": "Lapilida onyuto ni ngat en etye ka cung pire pe ki bal mo keken.", "en": "The lawyer proved the innocence of his client.", "lug": "Munnamateeka yakakasa nti gwe yali awolelereza teyalina musango.", "lum": "", "rny": "Omutonganizi akoreka ngu omuntu we akaba ataine mushango.", "sw": "" }
{ "ac": "Kigoyo labal-li wa i to.", "en": "The criminal was tortured to death.", "lug": "Omuzzi w'emisango yatulugunyizibwa okutuuka okufa.", "lum": "", "rny": "Omukozi w'omushango akabonabona mpaka aha kufa.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicimme me tic macalo karan I kampuniwa.", "en": "She was appointed as a secretary in our company.", "lug": "Yalondebwa nga omuwandiisi mu kkampuni yaffe.", "lum": "", "rny": "Akatooranwa nk'omuhandiiki wa kampuni yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "En pe kitwero me ruko wiye I jami me otwa.", "en": "He has no right to interfere in our family affairs.", "lug": "Talina buyinza kweyingiza mu nsonga za famire yaffe.", "lum": "", "rny": "Taine rutsa kutaaha omushonga z'eka yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Nera nyo omin babana tye ki cente madit I bang.", "en": "My uncle has a lot of money in the bank.", "lug": "Kkojjange/kitange omuto alina ssente nnyingi nnyo mu bbanka.", "lum": "", "rny": "Shwento wangye aine sente nyingi omu banka.", "sw": "" }
{ "ac": "Guyiko nino me cwalone ki cawa pyera aryo wiye angwen.", "en": "They have extended the deadline by twenty-four hours.", "lug": "Nsalessale bamwongezzaako olunaku lulamba.", "lum": "", "rny": "Boogyereiyo eshaaha z'okuhendeera n'eshaaha abiri n'ina.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicika aryo enni kipoko iye ki bao ma rep.", "en": "These two rooms were partitioned with plywood.", "lug": "Ebisenge bino ebibiri byayawulwamu n'obubaawo obw'oluwewere.", "lum": "", "rny": "Ebishengye ebi bibiri bikatanisibwa embaho.", "sw": "" }
{ "ac": "Daktar owaco ni meno etye ki latwo mo tye ki arem matek.", "en": "The doctor said he has a patient who is in a lot of pain.", "lug": "Ddokita yagamba nti alina omulwadde ali mu bulumi obw'amaanyi.", "lum": "", "rny": "Omushaho agyinzire ngu aine omurwire oine obusaasi bwingi.", "sw": "" }
{ "ac": "En ocako ticce I telebijon ki kwano lok angeya.", "en": "He began his television career as a news reporter.", "lug": "Yatandika omulimu gwe ogwa ttivvi ng'akola nga musasi w'amawulire.", "lum": "", "rny": "Akatandika omurimo gw'okukora aha terevijoni nka repoota rw'amahurire.", "sw": "" }
{ "ac": "Myero imedde ki kwedo two pa ladit-ti.", "en": "You must monitor the old man's illness.", "lug": "Oteekeddwa okulondoola obulwadde bw'omusajja omukadde.", "lum": "", "rny": "Oine kwetegyereza oburwire bw'omugurusi.", "sw": "" }
{ "ac": "Kot bimiyo ngolle I kom lok meno I cabit mabino.", "en": "The court will make its ruling on the case next week.", "lug": "Kkooti ejja kuwa ensala yaayo ku musango wiiki ejja.", "lum": "", "rny": "Kooti neija kusharamu aha mushango wiiki erikwija.", "sw": "" }
{ "ac": "En okonyo omine me weko tic ki yadi maraco.", "en": "She helped her brother to fight his drug addiction.", "lug": "Yayamba muganda we okulwanyisa ekirookolooko ku kukozesa ebiragalalagala.", "lum": "", "rny": "Akahwehwera munyaanya kurwanisa omuze gw'ebitookoza bwogo.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuni ocwalo luwange mapol me nyamo lok meno.", "en": "The company has sent several representatives to discuss the matter.", "lug": "Kkampuni esindise abasigire ab'enjawulo okukubaganya ebirowoozo ku nsonga.", "lum": "", "rny": "Kampuni esindikire abajwekyerwa bingi kuhanjaana ahashonga.", "sw": "" }
{ "ac": "Mac owango ot pa gamente.", "en": "There was a fire in the government building.", "lug": "Ekizimbe kya gavumenti kyakwata omuliro.", "lum": "", "rny": "Hakaba hariyo omuriro omu kyombeko kya gavumenti.", "sw": "" }
{ "ac": "Tuku mene ma imaro loyo?", "en": "What is your favorite sport?", "lug": "Muzannyo ki gw'osinga okwagala?", "lum": "", "rny": "Ni muzaano ki ogw'orikukizayo kukunda?", "sw": "" }
{ "ac": "Pe atwwero tito jami ducu boti.", "en": "I can't explain everything to you.", "lug": "Sisobola kukunnyonnyola buli kimu.", "lum": "", "rny": "Tindikubaasa kukushoborora buri kimwe.", "sw": "" }
{ "ac": "Myero wacone pi gin ma wabicito ka timone diki-ni.", "en": "We must register for the courses that we're going to take by tomorrow.", "lug": "Tuteekeddwa okwewandiisa mu ssomo lye twagala okutwala olw'enkya we lunaatuukira.", "lum": "", "rny": "Twine kwehandiikisa aha koosi ezituratware nyecankare.", "sw": "" }
{ "ac": "En tye ka kwano lok kom pur I univaciti.", "en": "He is studying agriculture at the university.", "lug": "Asoma bya bulimi ku yunivaasite.", "lum": "", "rny": "Ariyo naashoma eby'obuhingi aha yunivaasite.", "sw": "" }
{ "ac": "Watwero gwoko pii nining wek pe oballe?", "en": "How can we protect water bodies from pollution?", "lug": "Tuyinza tutya okukuuma ebifo by'amazzi eri okukyafuwazibwa?", "lum": "", "rny": "Nitubaasa tunta kukuma eby'obuhangwa aha burofa?", "sw": "" }
{ "ac": "Dul ma a ki lobbe mapatpat gukonyo adada me lweny I kom two neto.", "en": "International organizations have helped in fighting malnutrition in the country.", "lug": "Ebitongole by'ensi yonna biyambye mu kulwanyisa endya embi mu ggwanga.", "lum": "", "rny": "Ebitongore by'ensi yoona biyambire kurwanisa oburwire bw'okurya kubi om'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Two neto twero balo adam wi latin woko.", "en": "Malnutrition caused permanent damage to the child's brain.", "lug": "Endyambi yaleetera obwongo bw'omwana okufuna obukosefu obw'olubeerera.", "lum": "", "rny": "Okurya kubi kukashiisha obwogo bw'omwana.", "sw": "" }
{ "ac": "I dini pa cilam, tika yub me Zakat tye me konyo Mon to, lutino kic, lupeko ki dong lugoro?", "en": "In the Muslim community, widows, orphans, the needy, and the disabled are cared for through Zakat.", "lug": "Mu Busiraamu, bannamwandu, bamulekwa, abeetaaga n'abaliko obulemu balabirirwa okuyita mu kutoola Zzaka.", "lum": "", "rny": "Omu kyanga ky'abasiraamu, efaakazi, efuuzi, abatarikwebaasa hamwe n'abarema nibahwera omu zakati.", "sw": "" }
{ "ac": "En omoko tamme me gero ot lega pa cilam pi lwak.", "en": "He decided to build a mosque for the community.", "lug": "Yasalawo okuzimbira abantu b'ekitundu omuzikiti.", "lum": "", "rny": "Akasharamu kwombeka omuzingiiti gw'ekyanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuni mukene gicoyo dano I tic ma lubbe ki mwaka ma ngat moni ocwalo I dog tic meno.", "en": "Some companies recruit workers based on their years of experience.", "lug": "Kkampuni ezimu ziwa abakozi emirimu nga zisinziira ku bumanyirivu omuntu bw'alina.", "lum": "", "rny": "Kampuni ezimwe niziheereza abakozi emirimo kurugirira aha myaka ei baari kukora.", "sw": "" }
{ "ac": "En tye ki banya me dolla milion acel cente me Amerika. ", "en": "He has a debt of one million United States dollars.", "lug": "Alina ebbanja lya kakadde kamu aka ddoola za Amerika.", "lum": "", "rny": "Aine eibanja rya miriiyoni emwe ya doora ya doora.", "sw": "" }
{ "ac": "Ngo ma myero kitim me keto lim I cing dano I Uganda?", "en": "What should be done to boost the economy of Uganda?", "lug": "Kiki ekirina okukolebwa okutumbula ebyenfuna bya Uganda?", "lum": "", "rny": "Niki ekyaine kukorwa kutunguura ikonome ya Yuganda?", "sw": "" }
{ "ac": "En tye ki account I bang acel.", "en": "He has accounts in more than one bank.", "lug": "Alina akaawunti mu bbanka ezisukka mu emu.", "lum": "", "rny": "Aine akawunti omu banka zirikuraba omuri emwe.", "sw": "" }
{ "ac": "Lucul mucoro dong gittwero cako culone kun gitiyo ki intanet.", "en": "Taxpayers can now pay taxes electronically.", "lug": "Kati abasasuzi b'emisolo basobola okugisasulira ku byuma bya tekinologiya.", "lum": "", "rny": "Abashashuuzi b'emishoro nibabaasa hati kugishashura kurabira aha byoma.", "sw": "" }
{ "ac": "Dul ma loyo poko lok angeya I Uganda tye ka cuku cwiny dano ducu me coyo cim kadgi.", "en": "Uganda Communications Commission encouraged the general public to register their sim cards.", "lug": "Akakiiko k'Ebyempuliziganya mu Uganda kaakubiriza abantu okuwandiisa layini zaabwe ez'amasimu.", "lum": "", "rny": "Uganda Communications Commission eshabire abantu boona kuhandiikis simu kaadi zaabo.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuni ma ma giloyo kubo dano I yamo ducu dul ma dorogi obedo dul ma loyo poko lok angeya I Uganda.", "en": "All the telecommunication companies in the country are regulated by the Uganda Communications Commission.", "lug": "Kkampuni zonna ez'ebyempuliziganya mu ggwanga ziruŋŋamizibwa akakiiko akakola k'Ebyempuliziganya mu Uganda.", "lum": "", "rny": "Kampuni zoona z'empurizangaana om'eihanga nizijunaanwaho ekitongore ekya Yuganda Communication Commission.", "sw": "" }
{ "ac": "Waraga ango ma mitte wek ngat moni ocako kwano tic cing?", "en": "What qualification is required for one to join a vocational institute?", "lug": "Bisaanyizo ki ebyetaagisa omuntu okwegatta ku ttendekero ly'ebyemikono?", "lum": "", "rny": "Niki ekirikwetangwa kutaaha omu yistitityushoni y'eby'emikono?", "sw": "" }
{ "ac": "Ngo ma myero ngat moni otim ka mito coyo kad cimme?", "en": "What procedure is followed in case one needs to replace a sim card?", "lug": "Mitendera ki egigobererwa singa omuntu abeera nga yeetaaga okuzzaawo layini ye ey'essimu?", "lum": "", "rny": "Niki ebirikurabwamu omuntu yenda kugaruraho simu kaadi ye?", "sw": "" }
{ "ac": "Jo mogo giwoto I lobo ma woko kimiti me yenyo tic.", "en": "Some people travel abroad for better employment opportunities.", "lug": "Abantu abamu bagenda emitala w'amayanja okufuna emirimu egisingako obulungi.", "lum": "", "rny": "Abantu abamwe nibagyenda aheeru kutunga emirimo mirungi.", "sw": "" }
{ "ac": "Uganda tye ki wat maber ki lobbe ma gubedo jirane.", "en": "Uganda has friendly relations with her neighboring countries.", "lug": "Uganda erina enkolagana ey'omukwano n'amawanga agagiriraanye.", "lum": "", "rny": "Yuganda eine ekorangaana nungi n'amahanga agagihereire.", "sw": "" }
{ "ac": "Luot-ti gutito pi kwero nino nyomgi.", "en": "The couple announced their wedding day celebrations.", "lug": "Abaagalana baalangirira olunaku lwabwe olw'embaga.", "lum": "", "rny": "Abakundaine bakarangirira eizooba ryabo ry'okugaitwa.", "sw": "" }
{ "ac": "Ngec matut ma kit ma mac-ci ocakke kwede bikati I lok angeya me cawa angwen.", "en": "The details about the fire outbreak will be provided in the news at ten o'clock.", "lug": "Ebikwata ku kyaviiriddeko omuliro bijja kusomwa mu mawulire g'essaawa ennya.", "lum": "", "rny": "Ebirikukwatwa aha kubarukaho kw'omuriro nibyeija kubaho omu makuru nga shaaha ina.", "sw": "" }
{ "ac": "Cokcok pol pa bulu ma taua atye Smartphone/cim ma ki yweyo wange ayweya.", "en": "Almost every youth in town holds a smartphone.", "lug": "Kumpi buli muvubuka mu kibuga alina essimu ya yintaneeti.", "lum": "", "rny": "Haihi burimunyeeto omu tauni aine esimu.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicako tic ki cim ma ki yweyo wange ayweya awene I Uganda?", "en": "When were smartphones introduced in the Ugandan market?", "lug": "Amasimu ga yintaneeti gajja ddi ku katale ka Uganda?", "lum": "", "rny": "Esimu za simmati zikateebwa ryari aha katare ka Yuganda?", "sw": "" }
{ "ac": "Lacowa tye ka tito lok angeya man ki Lagos.", "en": "Our reporter is presenting live from Lagos.", "lug": "Omusasi waffe amawulire agatutuusaako butereevu okuva mu Lagos.", "lum": "", "rny": "Repoota weitu ariyo natuheereza kuruga Lagos.", "sw": "" }
{ "ac": "Dano apar gubwot ki dege mupoto-ni.", "en": "Ten people survived the airplane crash.", "lug": "Abantu kkumi be baasimattuka akabenje k'ennyonyi.", "lum": "", "rny": "Abantu ikumi bakahonoka butandu y'enyonyi.", "sw": "" }
{ "ac": "Pingo kikwero nino pa mon?", "en": "What is the purpose of celebrating Women's Day?", "lug": "Mugaso ki oguli mu kujaguza Olunaku lw'Abakyala?", "lum": "", "rny": "Kyaine mugasho ki okujanguza ekiro ky'abakazi?", "sw": "" }
{ "ac": "Mincita me cabinet tiyo pi lwak ka gamente.", "en": "The cabinet ministers serve the public on behalf of the government.", "lug": "Ba minisita ba kabineeti baweereza abantu ku lwa gavumenti.", "lum": "", "rny": "Ba minisita ba kabineeti nibaheereza abantu ahabwa gavumenti.", "sw": "" }
{ "ac": "Lok me nek ma pek kityeko-ni nyuto goro ma abili gitye kwede.", "en": "The unresolved murders are a sign of weakness to the police.", "lug": "Ettemu eritagonjoolwa kabonero ka bunafu eri poliisi.", "lum": "", "rny": "Obutamaraho obwitsi n'akabonero k'obunafu omu poriisi.", "sw": "" }
{ "ac": "Luot mukene nen calo dong gipe ki gen me nongo jogi ma gurweny.", "en": "Some families seem hopeless in recovering their missing people.", "lug": "Famire ezimu zirabika nga tezirina ssuubi lya kuzuula bantu baazo.", "lum": "", "rny": "Amaka agamwe tigakyaine matsiko kuzoora abantu baabo ababuzire.", "sw": "" }
{ "ac": "Watye ki yub me cito ka kwero karama wa I Rwanda.", "en": "We plan to have a Christmas trip to Rwanda.", "lug": "Tuteekateeka okubeera n'olugendo lwa Ssekukkulu e Rwanda.", "lum": "", "rny": "Nituteekateeka kugira orurambura rwa noiri omuri Rwanda.", "sw": "" }
{ "ac": "En ocoyo ripot I kom tim me camucama ma tye I Uganda.", "en": "He wrote a report on corruption in Uganda.", "lug": "Yawandiika alipoota ku bukenuzi mu Uganda.", "lum": "", "rny": "Akahandiika repoota aha nguzi omu Yuganda.", "sw": "" }
{ "ac": "Ki kwero nino me yotkom pi wi lobo ducu I Dictrik me Luwero.", "en": "Luweero District hosted the World Health day celebrations.", "lug": "Disitulikiti y'e Luweero yakyaza ebijaguzo by'olunaku lw'ensi yonna olw'ebyobulamu.", "lum": "", "rny": "Disturikiti ya Luweero eka hositinga izooba ry'kujanguza amagara omunsi yoona.", "sw": "" }
{ "ac": "Pe yot me nongo kony me ot yat I kabedo mukene I lobo-ni.", "en": "Access to good health services is difficult in some parts of the county.", "lug": "Okufuna ebyobulamu ebiri ku mutindo kizibu mu bitundu by'eggwanga ebimu.", "lum": "", "rny": "Okutunga obujanjabi burungi kigumire omu myanya emwe y'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Nying mene ma kilwongo kwede ki Lake Victoria I Uganda?", "en": "What is the local name for Lake Victoria in Uganda?", "lug": "Mu Uganda erinnya ly'ennyanja Victoria erinnansi lye liriwa?", "lum": "", "rny": "Eiziina ry'obuzaarwa ery'enyanja ya Victoria niriha?", "sw": "" }
{ "ac": "Lobbe mukene dong gukato ki I adwogi maraco pi alokaloka me piny.", "en": "Some countries have faced the negative effects of climate change.", "lug": "Amawanga agamu gakoseddwa enkyukakyuka mu mbeera y'obudde.", "lum": "", "rny": "Amahanga agamwe gatungire akabi nk'empinduka omu bwire bw'ensi.", "sw": "" }
{ "ac": "Kalatuc mono tero kare marom mene me dongo?", "en": "How long does eucalyptus take to grow?", "lug": "Kitwala bbanga ki kalitunsi okukula?", "lum": "", "rny": "Kaarituusi neemara obwire burikwinganaki kukura?", "sw": "" }
{ "ac": "Yugi ma aa ki cuma pol kare balo kabedo muromowa.", "en": "Waste from factories usually pollutes the environment.", "lug": "Kasasiro ava mu makolero akyafuwaza obutonde obwetoolodde.", "lum": "", "rny": "Ebinairwe kuruga omu makorero nibishiisha obuhangwa bw'ensi.", "sw": "" }
{ "ac": "Tim gutiyo matek me medde ki bedo I pyem-mi pi nino adek.", "en": "The teams have put in a lot to survive three days in the tournament.", "lug": "Ttiimu zitaddemu kingi nnyo okusobola okwebeezawo mu nnaku essatu ez'okuvuganya mu mpaka.", "lum": "", "rny": "Tiimu zitairemu kihango kubaho omu biro bishatu by'empaka.", "sw": "" }
{ "ac": "Tim me odilo nen calo dong gutuko tuku abic.", "en": "The football team has played five matches so far.", "lug": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere yaakazannya emizannyo etaano.", "lum": "", "rny": "Tiimu y'omupiira ezaanireho emizaano etaano obwahati.", "sw": "" }
{ "ac": "Lami lok angeyawa tye ka tito jami mutimme I tuku ma obedo I Busia.", "en": "Our reporter is presenting the proceedings after the match in Busia.", "lug": "Omusasi waffe ali mu kuweereza ebigenda mu maaso oluvannyuma lw'omuzannyo e Busia.", "lum": "", "rny": "Repoota weitu naheereza ebirikugyenda omu maisho bwanyima y'omuzaano omuri Busia.", "sw": "" }
{ "ac": "Abili guketo cik me gengo ruko bongo ma cal ki unifom me mony kacel ki megi.", "en": "The police made it illegal to wear camouflage uniforms.", "lug": "Poliisi yakifuula kya bumenyi bw'amateeka okwambala yunifoomu ez'ebibomboola.", "lum": "", "rny": "Poriisi ekikozire eky'okuhenda amateeka okujwara yunifoomu y'ebitaaga.", "sw": "" }
{ "ac": "Kala bongo ango ma abili me Uganda giruku?", "en": "What is the color of the police uniform in Uganda?", "lug": "Langi ya yunifoomu ya poliisi ya Uganda efaanana etya?", "lum": "", "rny": "Ni rangi ki eya yunifoomu ya poriisi omu Yuganda?", "sw": "" }
{ "ac": "En opango jo aryo ma gitye ki ngec I kit me gwoko lim wek ebedo ka rwenyo cente.", "en": "He hired two accountants as a way of minimizing wastage in his business.", "lug": "Yapangisa ababalirizi b'ebitabo babiri ng'engeri y'okukendeeza ku kwonoona mu bizinensi ye.", "lum": "", "rny": "Akampangisa ababaazi b'ebitabo babiri nk'omuringo gw'okutuubya okushiisha omu bizinesi ye.", "sw": "" }
{ "ac": "Minicita ma loyo lok me lim aye loyo goyo bajet me lobo.", "en": "The ministry of finance is in charge of drawing national budgets.", "lug": "Minisitule y'ebyenfuna y'evunaanyizibwa okukola embalirira y'eggwanga.", "lum": "", "rny": "Minisiture y'eby'esente niiyo erikutebeekanisa bagyeti y'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Kibitito lokke cawa adek.", "en": "The facts will be presented at nine.", "lug": "Ebituufu bijja kulagibwa ku ssaawa ssatu.", "lum": "", "rny": "Amaziima nigakworekwa shaaha ishatu.", "sw": "" }
{ "ac": "Kwer me tuku odilo pa tim ma gia ki kunyango bibedo I Busia.", "en": "The Eastern football celebrations for the tournament will be hosted in Busia", "lug": "Ebijaguzo by'empaka z'omupiira ez'Obuvanjuba bijja kubeera Busia.", "lum": "", "rny": "Okujaguza kw'emipiira y'oburugwa-izooba nikwija kukorwa omuri Busia.", "sw": "" }
{ "ac": "Lumak yub me telebijon dong gitye ka yubo jamgi pi lok ma diki.", "en": "The television reporter is already at the site preparing for tomorrow's dialogue.", "lug": "Omusasi w'amawulire ku ttivvi yatuuse dda mu kifo okweteekerateekera okwogerezeganya kw'enkya.", "lum": "", "rny": "Repoota wa terevijooni ari omu mwanya naayetebeekanisiza ekiigaaniro kya nyecankare.", "sw": "" }
{ "ac": "Omera ocako biacara me gwoko opego me medo lim I cinge.", "en": "My brother started up a piggery business to top up his salary income.", "lug": "Muganda wange/mwannyinaze yatandikawo bizinensi y'okulunda embizzi okwongera ku musaala gwe gw'afuna.", "lum": "", "rny": "Munyaanyazi atandikireho bizinesi y'empunu kwogyera aha mushaara gwe.", "sw": "" }
{ "ac": "Miti me nyayo cente okonyo icako biacara.", "en": "The need to raise personal incomes has led to many startup businesses.", "lug": "Obwetaavu bw'okwongera ku nnyingiza y'omuntu buleeseewo okutandikawo bizinensi ennyingi.", "lum": "", "rny": "Okwetanga okwogyera aha tantsya y'obuntu kyongire okutandikaho bizinesi.", "sw": "" }
{ "ac": "Pwony me tye me pwonyo dano I kom kit ma myero gunongo kwede ki lim mukene ma ki ma dong ginongo con.", "en": "Today's topic aims at teaching people how to earn aside from their income.", "lug": "Omutwe gwa leero guluubirira kusomesa bantu ngeri ya kuyingizaamu ssente ng'oggyeeko omusaala gwe bafuna.", "lum": "", "rny": "Omutwe gw'erizooba gugyendereire kushomesa abantu okutahiza omurubanju oihireho etantsya yaabo.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicuko cwiny lwak me Uganda me wilo jami ma kiyubogi ki Uganda.", "en": "Ugandans are encouraged to buy locally manufactured goods.", "lug": "Bannayuganda bakubirizibwa okugula ebintu ebikoleddwa mu ggwanga.", "lum": "", "rny": "Abanya Yuganda nibashabwa kugura ebintu ebikozirwe om'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Man jami ma watimo madok I kom dongo lobo labongo balo kabedo murumowa.", "en": "This is how far we have gone concerning development without destroying the environment.", "lug": "Wano we tutuuse ku kukulaakulana nga tetwononye butonde bwetoolodde.", "lum": "", "rny": "Oku nikwo tugyezire aha tunguuka tutangire kushiisha obuhangwa bw'ensi.", "sw": "" }
{ "ac": "Ngec ma en omiyo-ni pe oyengo dano.", "en": "The details of the case were not satisfactory.", "lug": "Ebikwata ku musango byali tebimatiza.", "lum": "", "rny": "Ebirikukwata aha mushango bikaba bitarikumatiiza.", "sw": "" }
{ "ac": "Cipika me paliamen aye ma doro cokke me paliamen.", "en": "The parliamentary debates a chaired by the speaker of parliament.", "lug": "Enkiiko z'okukubaganya ebirowoozo mu paalimenti zikubirizibwa mukubiriza wa paalimenti.", "lum": "", "rny": "Empajaana z'eishengyero nizikorwa sipiika w'eishengyero.", "sw": "" }