translation
dict
{ "ac": "Langol kop ngolo kop ni tic pa latela-ni onongo pe tye atir.", "en": "The high court judged the leader's action as illegal.", "lug": "Kkooti enkulu yasala ekikolwa ky'omukulembeze ng'ekimenya amateeka.", "lum": "", "rny": "Kooti ekuru ekasharira ebikorwa by'abebembezi nk'ebitaari mumateeka.", "sw": "" }
{ "ac": "En oye ni etimo bal meno.", "en": "He admitted that he had committed the crime.", "lug": "Yakkiriza nti yali azzizza omusango.", "lum": "", "rny": "Akaikiriza ngu akakora omushango.", "sw": "" }
{ "ac": "Lugwok kuc guneno kicaagi ki dog gate.", "en": "Their bags were checked by the security guards at the gate.", "lug": "Ensawo zaabwe zaakeberebwa abakuumi b'oku wankaaki.", "lum": "", "rny": "Eshaho zaabwe zikakyeeberwa abakumi aha geeti.", "sw": "" }
{ "ac": "Kiboyo latin meno ki blangiti.", "en": "The baby was wrapped in a blanket.", "lug": "Omwana yazingibwa mu bulangiti.", "lum": "", "rny": "Omwana akaazigirwa omu burangiti.", "sw": "" }
{ "ac": "Lok angeya me cato wil meno tye weko kampuni ongene.", "en": "The advertisements are intended to improve the company's image.", "lug": "Ebirango bigendererwamu kutumbula kifaananyi kya kkampuni.", "lum": "", "rny": "Ebirago bigyendereire kutunguura ekshani kya Kampuni.", "sw": "" }
{ "ac": "Tuku man tye me nono pi lwak ducu.", "en": "This show is open to the general public.", "lug": "Olulaga luno lukkirizibwako abantu bonna.", "lum": "", "rny": "Omworeko ogu n'gw'abantu boona.", "sw": "" }
{ "ac": "Kidote pi weyo mucoro.", "en": "He was accused of evading taxes.", "lug": "Yavunaanibwa gwa kwepena misolo.", "lum": "", "rny": "Akajunaanwa okutooroka emishooro.", "sw": "" }
{ "ac": "En okwero adot ma kiketo I kome mi en pe oloko lok ada bot abili.", "en": "He denied the accusation that he had lied to the police.", "lug": "Yagaana ebyali bimuvunaanibwa nti yali alimbye poliisi.", "lum": "", "rny": "Akehakana okujunaanwa ngu akabaiha poriisi.", "sw": "" }
{ "ac": "Luwibye manok keken aye ma giye balgi.", "en": "Few politicians admit their mistakes.", "lug": "Bannabyabufuzi batono abakkiriza ensobi zaabwe.", "lum": "", "rny": "Abanyabutengyeki bakye nibaikiriza eshobi zaabo.", "sw": "" }
{ "ac": "Tuku ma amaro adada obedo kwang ki tuko tenis.", "en": "My favorite sports are tennis and swimming.", "lug": "Emizannyo gye nsinga okwagala gwe gwa ttenna n'okuwuga.", "lum": "", "rny": "Emizaano yangye ei kukirayao kukunda ni teneesi hamwe n'okwibira.", "sw": "" }
{ "ac": "En oye oteka me kwang I gang kwanwa.", "en": "She is the swimming champion of her school.", "lug": "Ye nnantameggwa w'okuwuga mu ssomero lye.", "lum": "", "rny": "N'omuhanguzi w'okwibira om'ishomero rye.", "sw": "" }
{ "ac": "Latela-ni ocako bito kwire kiwaco ni meno ibidwoko mucoro piny.", "en": "The leader started his election campaigns with a promise to lower taxes.", "lug": "Omukulembeze yatandika kkampeyini ze ez'okulonda n'ekisuubizo ky'okukendeeza ku misolo.", "lum": "", "rny": "Omwebembezi akatandika kapeyini z'akaruuru ke n'okurangaanise kutuubya emishoro.", "sw": "" }
{ "ac": "Babana madit maro loko lok wibye adada.", "en": "My grandfather loves talking about politics.", "lug": "Jjajjange omukazi ayagala okwogera ku byobufuzi.", "lum": "", "rny": "Nyakwekuru wangye nakunda kugamba ahaby'obutegyeki.", "sw": "" }
{ "ac": "Luot-ti guloko lutino kic aryo me bedo lutinogi.", "en": "The couple adopted two children from the orphanage.", "lug": "Abaagalana beebonnanya abaana babiri okuva mu kifo ewalabirirwa bamulekwa.", "lum": "", "rny": "Abakundaine baakakuza abaana babiri kuruga omu maka ng'efuuzi.", "sw": "" }
{ "ac": "En otiyo macalo wonkom me wang ticwa pi mwaka abic.", "en": "He served as the village chairman for five years.", "lug": "Yaweereza nga ssentebe w'ekyala okumala emyaka etaano.", "lum": "", "rny": "Akaheereza nka kyeyamaani w'ekyaro kumara emyaka etaano.", "sw": "" }
{ "ac": "Dano alip mapol ki gito macalo adwogi me two acuny mwaka ki mwaka.", "en": "Thousands of people die of heart disease each year.", "lug": "Abantu nkumi na nkumi be bafa endwadde y'omutima buli mwaka.", "lum": "", "rny": "Emitwaro y'abantu nefa oburwire bw'omutima buri mwaka.", "sw": "" }
{ "ac": "Kidote ni en aye ma oneko dakone.", "en": "He is allegedly accused of killing his wife.", "lug": "Avunaanibwa ku bigambibwa nti yatta mukyala we.", "lum": "", "rny": "Najunaanwa okwita omukazi we.", "sw": "" }
{ "ac": "Lapilida-ni larrem aye ociko ki yat.", "en": "The lawyer was poisoned by her best friend.", "lug": "Munnamateeka mukwano gwe asinga ye yamuwa obutwa.", "lum": "", "rny": "Omutonganizi akahebwa obutwa munywani we.", "sw": "" }
{ "ac": "Tika onongo orine ki del?", "en": "Was she wearing a seat belt?", "lug": "Yali yeesibye omusipi gw'emmotoka?", "lum": "", "rny": "Akaba ajwire orukooba?", "sw": "" }
{ "ac": "Wawinyo koko pa muduku I dyewor.", "en": "We heard gunshots last night.", "lug": "Twawulidde amasasi agavuga ekiro kya jjo.", "lum": "", "rny": "Tukahurire okurasha kw'amasasi nyekiro.", "sw": "" }
{ "ac": "Lumony pa gamente gutute matek me mako latela pa adui.", "en": "Government troops have succeeded in capturing the rebel leader.", "lug": "Amagye ga gavumenti gasobodde okukwata akulira abayeekera.", "lum": "", "rny": "Amahe nga gavumenti gahangwire okukwata abebembezi abaheekyera", "sw": "" }
{ "ac": "En otiyo tic matek i purojeck meno.", "en": "You did an outstanding job on the project.", "lug": "Wakola omulimu ogwensusso ku puloojekiti.", "lum": "", "rny": "Okozire omurimo gw'amaani aha purogyekiti.", "sw": "" }
{ "ac": "Dano onongo gimito ni kigony dano apara acel ma pe gicwak pe gicwako gamente ma kimakogi. ", "en": "People demanded the release of eleven opposition party members.", "lug": "Abantu baasaba okuteebwa kwa bammemba b'oludda oluvuganya kkuminoomu.", "lum": "", "rny": "Abantu baakashaba okurekurwa kwa ba memba ikumi n'omwe ab'ekibiina ekirikuhakanisa.", "sw": "" }
{ "ac": "En obedo latel macon pa pati me wibye.", "en": "He is the former leader of that political party.", "lug": "Ye yali omukulembeze w'ekibiina ky'ebyobufuzi ekyo.", "lum": "", "rny": "Akaba ari omwebembezi w'ekibiina ky'obutegyeki.", "sw": "" }
{ "ac": "Pe itwero kok I komi keken pi to pa babani.", "en": "You can't blame yourself for your father's death.", "lug": "Tosobola kwenenya olw'okufa kwa kitaawo.", "lum": "", "rny": "Torikwejunaana ahabw'okufa kwasho.", "sw": "" }
{ "ac": "Wacito ki yeya wa I cula nam.", "en": "We traveled by boat to this Island.", "lug": "Twasaabala na lyako okutuuka ku kizinga kino.", "lum": "", "rny": "Tukakozesa eryato kwija aha mwaro ogu.", "sw": "" }
{ "ac": "Cwara obedo daktar.", "en": "My husband is a medical doctor.", "lug": "Baze ddokita w'abantu.", "lum": "", "rny": "Ibanyi n'omushaho.", "sw": "" }
{ "ac": "En tye ka tic macalo ladony piny I ot yat.", "en": "She is working as a cleaner in that hospital.", "lug": "Ayonja mu ddwaliro eryo.", "lum": "", "rny": "Nakora nk'orikushemeza om'irwariro.", "sw": "" }
{ "ac": "Ajuk mutoka I kare ma aniang ni dogolane tye twolo.", "en": "I stopped the car when I realized that the door was open.", "lug": "Nnayimiriza emmotoka bwe nakizuula nti oluggi lwali luggule.", "lum": "", "rny": "Nkemereza emotoka kunareebire ngu ediriisa ryingwire.", "sw": "" }
{ "ac": "Abineno daktar dok I ceng baraja.", "en": "I will see the doctor again next Monday.", "lug": "Nja kuddamu okulaba ddokita ku Lwokusooka lwa wiiki ejja.", "lum": "", "rny": "Ninyija kugaruka kureeba omushaho omurundi ogundi aharw'okubanza.", "sw": "" }
{ "ac": "Luwibye gumiyo jami me kwan bot lupwonye.", "en": "The politician handed over scholastic materials to the school teacher.", "lug": "Munnabyabufuzi yawaayo ebikozesebwa ku ssomero eri omusomesa.", "lum": "", "rny": "Omunya butengyeki akaheereza eby'okukozesa aheishomero ow'omushomesa.", "sw": "" }
{ "ac": "Omera en aye tuku odilo maber loyo ki gang kwanwa.", "en": "My brother is the best football player in our school.", "lug": "Muganda wange/mwannyinaze y'asinga okusamba omupiira ku ssomero lyaffe.", "lum": "", "rny": "Munyaanyazi niwe arikukirayo kushaba omupiira om'eishomero ryeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Tim me netball birwaratte ki ngat ma bipwonyogi ki netbell tin.", "en": "The netball team will meet their new coach today.", "lug": "Ttiimu y'omupiira gw'okubaka ejja kusisinkana omutendesi omuggya olwaleero.", "lum": "", "rny": "Tiimu ya neetibooro neija kubugana omutedenki omunsya erizooba.", "sw": "" }
{ "ac": "Gamente pe gurune ka konyo jo ma ceng obalo jamigi.", "en": "The government has been slow to react to the drought crisis.", "lug": "Gavumenti eruddewo okubaako ky'ekolera ekizibu ky'ekyeya.", "lum": "", "rny": "Gavumenti ekozire mpora aha shonga z'ekyanda.", "sw": "" }
{ "ac": "Gamente omiyo rukca madok I kom pwonyo kit ma myero dano gukwo kwede I gang kwo.", "en": "The government has issued guidelines on the teaching of ethics in schools.", "lug": "Gavumenti efulumizza ebirambika ensomesa y'empisa mu masomero.", "lum": "", "rny": "Gavumenti eshwohweize ebirakuratibwe aha micwe y'obushomesa omu mashomero.", "sw": "" }
{ "ac": "Kiwaciwa ni meno myero walub cik ma doro timo peny ma watye ka timo penywa I tum pa mwaka.", "en": "We were advised to follow the guidelines during end-of-year exams.", "lug": "Twaweebwa amagezi okugoberera ebirambiko mu bigezo ebimalako omwaka.", "lum": "", "rny": "Nituhaburwa kukuratira ebikuratirwa omu bigyezo by'okuhendera omwaka.", "sw": "" }
{ "ac": "Nyam lok onongo tye I kin cukul mapatpat i districkwa.", "en": "There was a debate between different schools in our district.", "lug": "Waaliwo okukubaganya ebirowoozo wakati w'amasomero mu disitulikiti yaffe.", "lum": "", "rny": "Hakaba hariho okuhajaana aha mashomero gatarikushushana omu disiturikiti yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Nyik min lamarona owange ki pii malyet.", "en": "My cousin's stepmother burnt him with hot water.", "lug": "Muka kitaawe wa kizibwe wange yamwokya n'amazzi agookya.", "lum": "", "rny": "Mukeishe wa muzaara wangye akamwotsya n'amaizi garikwotsya.", "sw": "" }
{ "ac": "Lutino anyira aryo gurwenyo lunyodogi ma onongo pud gitino.", "en": "The two girls lost their parents at a tender age.", "lug": "Abawala ababiri baafiirwa bazadde baabwe ku myaka emito.", "lum": "", "rny": "Abaishiki bombi baakafeerwa abazaire baabo aha myaka mito.", "sw": "" }
{ "ac": "Gin makok ma kiketo opo kom lakwo.", "en": "The alarm frightened the thief.", "lug": "Enduulu zaakanga omubbi.", "lum": "", "rny": "Araamu ekatiinisa omushuma.", "sw": "" }
{ "ac": "Kimako laco mo pi nyare ma tye ki mwaka apara adek i nyomme. ", "en": "A man was arrested for marrying off his thirteen-year-old daughter.", "lug": "Omusajja yakwatibwa lwa kufumbiza muwala we ow'emyaka ekkumineesatu.", "lum": "", "rny": "Omushaija akakwatwa ahbw'okushwera omuhara w'emyaka ikumi neshatu.", "sw": "" }
{ "ac": "Latin anyaka ma tye ki mwaka apara abic obolo latinne inge nywalone.", "en": "A fifteen-year-old girl abandoned her baby after giving birth.", "lug": "Omuwala ow'emyaka ekkumi n'etaano yasuulawo omwana we oluvannyuma lw'okuzaala.", "lum": "", "rny": "Omwishiki w'emyaka ikumi n'etaano akareekaho omwana we bwanyima y'okumuzaara.", "sw": "" }
{ "ac": "Abili gunongo jami ma kikwalo I ot pa jiranina.", "en": "The police recovered stolen goods in my neighbor's house.", "lug": "Poliisi yazuula ebintu ebibbe mu nnyumba ya muliraanwa.", "lum": "", "rny": "Poriisi ekashanga ebintu ebyayibirwe omunju yaamurirwana.", "sw": "" }
{ "ac": "Pe ber me dako wot iwor kene.", "en": "It is dangerous for a woman to move alone at night.", "lug": "Kya bulabe omukazi okutambula yekka ekiro.", "lum": "", "rny": "N'ekyakabi omukazi kutambura wenka nyekiro.", "sw": "" }
{ "ac": "Cik pe ye me bedo ki muduk ma gamente pe ngeyo.", "en": "It is illegal to carry a gun that is not registered.", "lug": "Kimenya mateeka okutambula n'emmundu etali mpandiise.", "lum": "", "rny": "Tikiri mumateka kutambura n'embundu etahandikise.", "sw": "" }
{ "ac": "Lengo obedo gin maber.", "en": "Cleanliness is a great virtue.", "lug": "Obuyonjo mbala nnungi nnyo.", "lum": "", "rny": "Obuyonjo nikirungi.", "sw": "" }
{ "ac": "Wel mon ma gito ka tye ka nywal tye ka medde I kom kare-ni.", "en": "There is an increase in the number of maternal deaths these days.", "lug": "Omuwendo gwa bamaama abafiira mu ssanya gweyongedde ensangi zino.", "lum": "", "rny": "Hariho okweyogyero kw'abaana abarikufa bazaarwa ebiro ebi.", "sw": "" }
{ "ac": "Lador wi biacara pa gamente I ot moko cik bilok ki luco lok angeya diki.", "en": "The prime minister will hold a press conference tomorrow.", "lug": "Ssaabaminisita ajja kutuuza olukiiko lwa bannamawulire enkya.", "lum": "", "rny": "Enganzi y'eihanga nekuba eine orukiiko rw'amahurire nyecankare.", "sw": "" }
{ "ac": "Babana pe onongo mito ni adony I tim me wibye.", "en": "My father discouraged me from joining politics.", "lug": "Kitange teyampagira kuyingira byabufuzi.", "lum": "", "rny": "Taata wangye tarampangira kwegaita aha by'obutengyeki.", "sw": "" }
{ "ac": "Kimine pwod pi bal ma en pe otimo.", "en": "They punished him for a crime he didn't commit.", "lug": "Baamubonereza ku lw'omusango gw'atazza.", "lum": "", "rny": "Baakamufubira aha mushango ogwatarakozire.", "sw": "" }
{ "ac": "Manija me kampuni man okwero karatac-ce me penyo pi tic.", "en": "The company manager rejected his job application.", "lug": "Maneja wa kkampuni yagaana ebbaluwa ye esaba omulimu.", "lum": "", "rny": "Maneja wa kampuni ayagyire apurikeshoni ye y'omurirmo.", "sw": "" }
{ "ac": "Myero iket cingi I cheque man.", "en": "You must put your signature on the cheque.", "lug": "Oteekeddwa okuteeka omukono gwo ku cceeke.", "lum": "", "rny": "Oine kuteeka omukono aha cheki.", "sw": "" }
{ "ac": "Gamente tye ka gero gang kwan manyen i carowa.", "en": "The government is building a new school in our village.", "lug": "Gavumenti ezimba ssomero ppya ku kyalo kyaffe.", "lum": "", "rny": "Gavumenti eriyo neyombeka eishomero eritsya omukyaro kyeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Lutino gitye gurye me gamo dek.", "en": "Students are lining up at the dining hall to get food.", "lug": "Abayizi basimbye olunyiriri mu kisenge omuliirwa okufuna emmere.", "lum": "", "rny": "Abaeegi baari omu runyerere rw'aheiriro kutunga eby'okurya.", "sw": "" }
{ "ac": "Gwok ma onongo tye ka gweyo obedo ka buro litino aryo-ni.", "en": "The two young boys were threatened by the barking dogs.", "lug": "Embwa ezaali ziboggola zaakanga abalenzi ababiri abato.", "lum": "", "rny": "Abaana abato babiri baakatiinatiinisibwa embwa erikumoka.", "sw": "" }
{ "ac": "Aedi ocuko cwiny lutino kwan me keto cwinygi I ticgi.", "en": "The headteacher encouraged the candidates to concentrate on their studies.", "lug": "Omukulu w'essomero yakubiriza abayizi abagenda okutuula ebigezo byakamalirizo okwemaliza ku misomo gyabwe.", "lum": "", "rny": "Omukuru w'eishobero ashabire abeegi kwehayo aha kushoma kwabo.", "sw": "" }
{ "ac": "Timmi marac tye ka nyayo peko madwogo i gang tic.", "en": "Your bad behavior is creating a lot of problems at work.", "lug": "Empisa zo embi zireeseewo ebizibu bingi ku mulimu.", "lum": "", "rny": "Emicwe yaawe mibi eriyo neereeta obuzibu bwingi aha murimo.", "sw": "" }
{ "ac": "Lutic myero guwek tim me apokapoka I kingi macalo adwogi me rangi del kom.", "en": "Employees must avoid discriminating against their employers on the grounds of race.", "lug": "Abakozi bateekeddwa okwewala okusosola ababakozesa nga beesigama ku nse zaabwe.", "lum": "", "rny": "Abakozesa baine kureeka kujonjoora abakozi baabo ahabw'enganda.", "sw": "" }
{ "ac": "Omera aye oloyo pyem ngwec ki mutoka I mwaka mukato-ni.", "en": "My brother was the best rally driver last year.", "lug": "Muganda wange/mwannyinaze ye yasinga mu mpaka z'okuvuga emmotoka omwaka oguwedde.", "lum": "", "rny": "Munyaanyazi niwe yaakirizeyo kuvuga omumpaka z'omwaka ogwahweire.", "sw": "" }
{ "ac": "Anga ma onongo tye ka dwoyo mutoka I cawa ma can-ni otimme kwede?", "en": "Who was the driver at the time of the accident?", "lug": "Ani yali avuga mu kiseera akabenje we kaagwirawo?", "lum": "", "rny": "Nooha owabaire navuga obu butandu ebaho?", "sw": "" }
{ "ac": "Pe alwor me timo tic mogo ma tego.", "en": "I am not afraid to take on challenging work.", "lug": "Sitidde kukola mirimu ginsoomooza.", "lum": "", "rny": "Tindikutiina kutwara omurimo gw'obujunaanizibwa bw'amaani.", "sw": "" }
{ "ac": "Wel anyogi ma kicato omedde I dwe mukato", "en": "There was an increase in maize sales last month.", "lug": "Waaliwo okweyongera mu kasooli eyatundibwa omwezi oguwedde.", "lum": "", "rny": "Hakaba okweyogyera okuguza ebicoori omu mwezi oguhweire.", "sw": "" }
{ "ac": "Lutino kwan gubedo ka jemo pi medo cukul fees.", "en": "Students protested against the increase in their tuition fees.", "lug": "Abayizi baawakanya eky'okwongeza ebisaale byabwe ebya yunivaasite.", "lum": "", "rny": "Abeegi bakeeshaaringa barikuhakanisa okwongyera ebishare byabo by'eishomero.", "sw": "" }
{ "ac": "Man aye univaciti maber loyo ki tung kupotoceng me lobo Uganda.", "en": "This is the best university in East Africa.", "lug": "Eno ye yunivaasite esinga obulungi mu Buvanjuba bwa Afirika.", "lum": "", "rny": "Egi niiyo Yunivaasite erikutsingayo omu East Africa.", "sw": "" }
{ "ac": "Ot gwoko jami macon kibiloro i ceng baraja.", "en": "The museum is closed on Mondays.", "lug": "Ekkaddiyizo libeera liggale ku Lwokusooka.", "lum": "", "rny": "Myuziyaamu neeba ekingirwe Orwokubanza.", "sw": "" }
{ "ac": "Itamo ni dano mapol bibino pi namo man.", "en": "Do you think many people will turn up at the concert?", "lug": "Olowooza nti abantu bangi abanajja mu kivvulu?", "lum": "", "rny": "Nooteekateeka ngu abantu baingi nibaija kwija aha ruteerane.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuni ocako tic yo ma onongo wagwoko kwede ki bukwa me lim.", "en": "The company accountant adopted our method of bookkeeping.", "lug": "Omubazi webitabo bya kkampuni yatandika okukozesa enkola yaffe ey'okubalirira ebitabo.", "lum": "", "rny": "Omubaazi wa kampuni akeega omuringo oguturi kubiikamu ebitabo.", "sw": "" }
{ "ac": "An acone macalo naci.", "en": "I am now a registered nurse.", "lug": "Kati ndi mujjanjabi omutendeke.", "lum": "", "rny": "Hati ndi nansi ohandiikirwe.", "sw": "" }
{ "ac": "En ocino mutookane inyim dogolana.", "en": "He parked his truck in front of my house.", "lug": "Yasimba ekimotoka kye mu maaso g'ennyumba yange.", "lum": "", "rny": "Akemeereza ekimotoka kye omu maisho g'enju yangye.", "sw": "" }
{ "ac": "Lacunguna me bedo pureciden bilok diki i bar tuko.", "en": "The rally for my presidential candidate will take place tomorrow at the sports ground.", "lug": "Olukuŋŋaana lw'omuntu wange eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti lujja kubaawo enkya ku kisaawe ky'ebyemizannyo.", "lum": "", "rny": "Oruteerane rwa kadideeti wangye nirwija kubaho nyecankare aha kishaayi ky'emizaano.", "sw": "" }
{ "ac": "Latela wi lutino kwan onongo olanyo kwir meno ki kwir pyera aryo.", "en": "The school head prefect won the election by twenty votes.", "lug": "Akulira abakulembeze b'abayizi mu ssomero yawangula okulonda n'obululu amakumi abiri.", "lum": "", "rny": "Orikukurira abeegi b'eishomero akahangura akaruuru n'oburuuru makumi abiri.", "sw": "" }
{ "ac": "Ot-ti tye ki poko iye I raum aryo matino tino.", "en": "The building is divided into small apartments.", "lug": "Ekizimbe kigabanyiziddwamu enju entono.", "lum": "", "rny": "Ekyombeko kibangaanisibwemu omu nju kye.", "sw": "" }
{ "ac": "Lugwok kuc aryo gitye i nyim bang.", "en": "There are two security guards at the bank entrance.", "lug": "Waliwo abakuumi babiri ku mulyango oguyingira mu bbanka.", "lum": "", "rny": "Hariho abasirikare baabiri aha kutaahiramu kwa bamka.", "sw": "" }
{ "ac": "Kiyabo Cuma man I mwaka mukati.", "en": "This factory was opened last year.", "lug": "Ekkolero lino lyaggulwawo omwaka oguwedde.", "lum": "", "rny": "Eikorero rikingurwaho omwaka oguhweire.", "sw": "" }
{ "ac": "Gamente mito cente pi roco yo.", "en": "The government needs money to maintain infrastructure in the country.", "lug": "Gavumenti yeetaaga ssente okukuuma ebizimbibwa mu ggwanga nga biri mu mbeera nnungi.", "lum": "", "rny": "Gavumenti neyetanga sente kukuma ebyombeko by'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "dongo lobo man bimiyo tic I cing dano ma I taunwa.", "en": "This development will reduce unemployment in our town.", "lug": "Enkulaakulana eno ejja kukendeeza ku bbula ly'emirimu mu kibuga kyaffe.", "lum": "", "rny": "Egi etunguuka neija kutuubya okuburwa kw'emirimo omu tauni yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Wageno ni meno wabinongo tam manyen.", "en": "We hope to generate new ideas in the training.", "lug": "Tusuubira okutondawo ebirowoozo ebiggya mu kutendekebwa.", "lum": "", "rny": "Nituteekateeka kutunga ebiteekateeko bitsya omukutendekwa.", "sw": "" }
{ "ac": "Kampuniwa pol tiyo I bao.", "en": "Our company mainly deals in the timber trade.", "lug": "Kkampuni yaffe esinga kugobera mu kusuubula mbaawo.", "lum": "", "rny": "Kampuni yeitu nekora munonga omu kushuubura embaho.", "sw": "" }
{ "ac": "Gutero mwaka abic I buc.", "en": "They spent five years in prison.", "lug": "Baamala emyaka etaano mu kkomera.", "lum": "", "rny": "Baakamara emyaka etaano omu kihome.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicimme macalo lamak bedera me lobowa I acakki me yub.", "en": "He was selected as the flag bearer for our country at the opening ceremony.", "lug": "Yalondebwa okukwatira eggwanga lyaffe bendera ku mukolo oguggulawo.", "lum": "", "rny": "Akatooranwa nk'orakwatire embedeera eihanga ryeitu aha mukoro gw'okwiguraho.", "sw": "" }
{ "ac": "En obedo pureciden manyen me lobo meno.", "en": "She is the new president of that country.", "lug": "Ye pulezidenti w'eggwanga eryo omuggya.", "lum": "", "rny": "Niwe purezidenti omutsya ow'eihanga eryo.", "sw": "" }
{ "ac": "Latela ma dako bene obedo I kin jo ma onongo gitye ka lweny pi juko camucana.", "en": "The women leader was involved in the fight against corruption.", "lug": "Omukulembeze w'abakyala yeetaba mu kulwanyisa obukenuzi.", "lum": "", "rny": "Omwebembezi w'abakazi akejumbira omukurwanisa enguzi.", "sw": "" }
{ "ac": "Gang kwan me rwom ma malo kiyabo I dwe me apara acel.", "en": "Institutions of higher learning were reopened in November.", "lug": "Amatendekero aga waggulu gaggulwawo mu Gwakkuminagumu.", "lum": "", "rny": "Isitityushoni z'okushoma ez'aheiguru zikigurwa obundi omu Kwikumi na kumwe.", "sw": "" }
{ "ac": "Lalonyo-ni tye ka waco ni meno lobo-ni mege.", "en": "The rich man claimed to be the owner of this land.", "lug": "Omusajja omugagga yagamba nti nnannyini ttaka lino.", "lum": "", "rny": "Omugaiga akaba naayetwaramu kuba mukama w'eitaka eri.", "sw": "" }
{ "ac": "Opicwa manyen pud gitye ka gerone agera.", "en": "Our new offices are still under construction.", "lug": "Woofiisi zaffe empya zikyali mu kuzimbibwa.", "lum": "", "rny": "Ofiisi zeitu ensya zikiriyo nizombekwa.", "sw": "" }
{ "ac": "En tiyo calo engineer ma loyo mac I kampuni meno.", "en": "He works as an electrical engineer in that company.", "lug": "Akola nga yinginiya w'amasannyalaze mu kkampuni eyo.", "lum": "", "rny": "Nakora nka inginiya w'amashanyarazi omu kampuni egyo.", "sw": "" }
{ "ac": "Abili omako ngat acel ma mako litino tye I buc.", "en": "The police has one of the kidnappers in custody.", "lug": "Poliisi yakwata omu ku bawamba abantu era emulina.", "lum": "", "rny": "Poriisi eine omwe ahabahambire omu kihome.", "sw": "" }
{ "ac": "I lobo meno, pwod pe nek obedo to.", "en": "In that country, the punishment for murder is death.", "lug": "Mu ggwanga eryo, ekibonerezo ky'obutemu kuba kufa.", "lum": "", "rny": "Omu eihanga eryo, ekifubiro ky'okwita n'okufa.", "sw": "" }
{ "ac": "Abili gutimo jami ducu ma gitwero me laro jo ma onongo mac orido wigi ot.", "en": "The police did everything they could to save the people trapped in the burning building.", "lug": "Poliisi yakola buli kisoboka okutaasa abantu abaali balemedde mu kizimbe ekyali kikutte omuliro.", "lum": "", "rny": "Poriisi ekakora ekirikubaasika kuhwera abantu ababaire baasiranire omukyombeko kyikwatsirwe omuriro.", "sw": "" }
{ "ac": "Daktar omiyo tam ki mamana me bedo ka camo yig yat nino ki nino.", "en": "The doctor advised my sick mother to eat fruits every week.", "lug": "Ddokita yawa mmange omulwadde amagezi okulya ebibala buli wiiki.", "lum": "", "rny": "Omushaho ahabwire maama waabo omurwire kurya ebijuma buri wiiki.", "sw": "" }
{ "ac": "kigoyo ki buc I cabit mukato.", "en": "He was released from prison last week.", "lug": "Yateebwa okuva mu kkomera wiiki ewedde.", "lum": "", "rny": "Akarekurwa kuruga omu kihome wiiki ehweire.", "sw": "" }
{ "ac": "Latela me caro owaco ki coo ni myero guwor mongi.", "en": "The village leader urged men to respect women.", "lug": "Omukulembeze w'ekyalo yasaba abasajja okuwa bakyala baabwe ekitiibwa.", "lum": "", "rny": "Omwebembezi w'ekyaro akashaba abashaija okuheereza abakazi ekitiinisa.", "sw": "" }
{ "ac": "Lumok cik gubedo ka jemo pi tim me turo twero pa mon ma I lobo-ni.", "en": "The legislator protested against the violation of women's rights in the country.", "lug": "Omuteekamateeka yawakanya eky'okutyoboola eddembe ly'abakyala mu ggwanga.", "lum": "", "rny": "Omunyeishengyero akeshaaringa aha ky'okutaahirira obugabe bw'abakazi om'eihanga.", "sw": "" }
{ "ac": "Acike me miyo cling alip miya aryo pi nyom pa omera.", "en": "I pledged two hundred thousand Ugandan shillings towards my brother's wedding.", "lug": "Nneeyama emitwalo amakumi abiri eza siringi za Uganda eri embaga ya muganda wange/mwannyinaze.", "lum": "", "rny": "Karangaanisa emitwaro abiri za shiringi ya Yuganda aha mbaga ya munyaanyazi.", "sw": "" }
{ "ac": "Babana obedo ngat acel i kin lutela me dictrikwa.", "en": "My father is one of the leaders in our district.", "lug": "Kitange y'omu ku bakulembeze mu disitulikiti yaffe.", "lum": "", "rny": "Taata wangye n'omwe ahabebembezi abari omu disiturikiti yeitu.", "sw": "" }
{ "ac": "Wagen ni bolo kwir biwot kakare.", "en": "We hope to have a fair election.", "lug": "Tusuubira okuba n'okulonda okw'obwenkanya.", "lum": "", "rny": "Nituteekateeka kungira akaruuru nk'amaziima.", "sw": "" }
{ "ac": "Opici madit pa pati me wibye meno tye idye boma kikome.", "en": "The head office of that political party is in the city center.", "lug": "Woofiisi enkulu ez'ekibiina ky'ebyobufuzi ekyo zisangibwa mu kibuga wakati.", "lum": "", "rny": "Ofiisi ekuru ez'ekibiina ky'obutengyeki ziri ahagati y'ekibuga.", "sw": "" }
{ "ac": "Kicoyo ki nying lucung me bedo pureciden ma lubbe ki kit ma nyinggi cakke kwede i karatac me bolo kwir.", "en": "The names of the presidential candidates are arranged alphabetically on the ballot paper.", "lug": "Amannya g'abeesimbyewo ku bwa pulezidenti gasengekeddwa mu kiwalifu ku kakonge.", "lum": "", "rny": "Amaziina g'abetsmbire ahabwa purezidenti gatereezibwe omu aruufa aha kampampura.", "sw": "" }
{ "ac": "Kimako latin anyaka-ni ma onongo tye ka wot I gang kwan.", "en": "The young girl was kidnapped on her way to school.", "lug": "Omuwala omuto yawambibwa ng'agenda ku ssomero.", "lum": "", "rny": "Omwishiki muto bakamuhamba arikuza ah'ishomero.", "sw": "" }
{ "ac": "Kineko lacat wil-li cabit aryo angec.", "en": "The businessman was murdered two weeks ago.", "lug": "Munnabyabusuubuzi yatemulwa wiiki bbiri eziyise.", "lum": "", "rny": "Omushuubuzi akaitwa wiiki ibiri enyima.", "sw": "" }