translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "My friend threatened to quit if she doesn't get promoted.", "lg": "Mukwano gwange yatiisizzatiisizza okugenda singa takuzibwa." }
300
{ "en": "He bribed the village leader to allow him cut down the trees.", "lg": "Yawa omukulembeze w'ekyalo enguzi okusobola okumukkiriza okusala emiti." }
301
{ "en": "affability", "lg": "obulungi." }
302
{ "en": "Will you accept defeat when you lose in the elections?", "lg": "Tujja kukkiriza bwe tunaawangulwa mu kulonda kuno." }
303
{ "en": "generate", "lg": "okuzaala." }
304
{ "en": "underdone", "lg": "okukona." }
305
{ "en": "The exercise ferl victim to thieves and livestock.", "lg": "Enteekateeka yalemesebwa ababbi n'ebisolo." }
306
{ "en": "Due to the pandemic outbreak social gathering of more than thirty people is prohibited.", "lg": "Olw'okubalukawo kw'ekirwadde bbunansi, enkungaana z'abantu abasukka mu makumi asatu tezikkirizibwa." }
307
{ "en": "The government of Uganda through the Ministry of Finance and Public Service are planning on giving teachers a raise on their salaries hope this will make them happy.", "lg": "Gavumenti ya Uganda ng'eyita mu Minisitule y'ebyensimbi n'embeera z'abantu eteekateeka okwongeza abasomesa omusaala nsuubira kino kijja kubasanyusa." }
308
{ "en": "sprain", "lg": "okuwogoka." }
309
{ "en": "pig", "lg": "embizzi." }
310
{ "en": "allegation", "lg": "omusango" }
311
{ "en": "gonorrhoea", "lg": "enjoka ensajja" }
312
{ "en": "School children are commonly kidnapped on their way back home from school.", "lg": "Abaana b'essomero basinga kuwambibwa ku makubo nga badda ewaka okuva ku ssomero.." }
313
{ "en": "ask", "lg": "okugamba" }
314
{ "en": "How is your internet service provider?", "lg": "Ani akuweereza mu by'omutimbagano?" }
315
{ "en": "The family wants the man to be prosecuted.", "lg": "Famire eyagala omusajja avunaanibwe mu mbuga z'amateeka." }
316
{ "en": "clench (fist)", "lg": "okufunya; (teeth) okuluma emba" }
317
{ "en": "There is also an Ebola outbreak in countries neighbouring Uganda.", "lg": "Waliwo n'okubalukawo kwa Ebola mu mawanga agaliraanye Uganda." }
318
{ "en": "It is pointless to argue and fight about politics.", "lg": "Tekirina makulu kuyomba n'okulwana olw'ebyobufuzi." }
319
{ "en": "Facilities are being constructed to support oil production.", "lg": "Ebintu bizimbibwa okuyambako mu kusima kw'amafuta." }
320
{ "en": "collect", "lg": "essaala." }
321
{ "en": "Sports betting is not for those below the age of eighteen.", "lg": "Zzaala w'emizannyo si w'abo abali wansi w'emyaka ekkumi n'etaano." }
322
{ "en": "Passing the budget needs a lot of time.", "lg": "Okuyisa embaririra kyetaagisa obudde bungi." }
323
{ "en": "It life rerieving to forgive those that wronged us.", "lg": "Kyanguya obulamu bw'osanyiwa abo abaakusobya." }
324
{ "en": "Signed partnerships between countries are good for regional development .", "lg": "Emikago wakati w'amawanga mirungi mu kukulaakulanya ebitundu." }
325
{ "en": "Why do most projects fail at the district level?", "lg": "Lwaki puloojekiti ezisinga obungi ziremererwa ku ddaala lya disitulikiti?" }
326
{ "en": "restless", "lg": "okwese guunya" }
327
{ "en": "borrow", "lg": "okwewola" }
328
{ "en": "The order of opening of a police post has to come from the police headquarters.", "lg": "Ekiragiro ky'okuggulawo poliisi mu kitundu kirina kuva ku kitebe kya poliisi ekikulu." }
329
{ "en": "select", "lg": "okulonda; (things selected) ebironde." }
330
{ "en": "blow", "lg": "okuzikiza" }
331
{ "en": "honey", "lg": "okuwakula enjuki." }
332
{ "en": "ready", "lg": "okw etegeka" }
333
{ "en": "home", "lg": "eka" }
334
{ "en": "travellers need to use an alternative route.", "lg": "Abatambuze beetaaga okukozesa ekkubo eddaala." }
335
{ "en": "Youth-led projects have helped the Ministry of Health in teaching hygiene in schools.", "lg": "Pulojekiti ezikulemberwa abavubuka ziyambye minisitule y'ebyobulamu okusomesa obuyonjo mu masomero." }
336
{ "en": "Learning resources have started being delivered freely door to door and online.", "lg": "Ebyeyambisibwa mu kusoma bitandise okugabibwa luggi ku luggi ne ku mutimbagano." }
337
{ "en": "anxious", "lg": "okukulungutana; vide okutyemuka." }
338
{ "en": "tick off", "lg": "okutonnyeza; (upbraid) okunenya." }
339
{ "en": "Thugs attacked a security officer and stole his gun.", "lg": "Agabbi gaalumba omukuumi ne gabba emmundu ye." }
340
{ "en": "They were arrested for making false accusations.", "lg": "Baakwatibwa lwa kuwaayiriza." }
341
{ "en": "Leaders advocate for peace in the forthcoming elections.", "lg": "Abakulembeze mulwanirire ddembe mu kulonda okujja." }
342
{ "en": "entice", "lg": "okuseemya" }
343
{ "en": "It is hard to meet people's expectations.", "lg": "Kizibu okutuukirira ebisuubizo by'abantu." }
344
{ "en": "Every village has to meet the minimum standards.", "lg": "Buli kyalo kirina okutuukana n'omutindo ogutandikirwako." }
345
{ "en": "Environmental destruction became a business to the local people.", "lg": "Okwonoona obutonde bw'ensi gwafuuka mulimu eri abantu ba bulijjo." }
346
{ "en": "Some jobs require their employees to work on weekends.", "lg": "Emirimu egimu gyeetaaga abakozi baagyo okukola ku wiikendi." }
347
{ "en": "Youths are strong and energetic.", "lg": "Abavubuka bagumu era ba maanyi." }
348
{ "en": "Women are represented in the leadership positions in the Madi culture.", "lg": "Abakyala bakiikirirwa mu bifo eby'obukulembeze mu buwangwa bw'Abamadi." }
349
{ "en": "What should be done to restore the environment?", "lg": "ki ekirina okukolebwa okuzzaawo obutonde bw'ensi?" }
350
{ "en": "This is his second term in office.", "lg": "Kino kye kisanja kye ekyokubiri mu woofiisi." }
351
{ "en": "People must be educated about how dangerous Ebola is.", "lg": "Abantu balina okusomesebwa ku ngeri obulwadde bwa Ebola gye buli obw'obulabe." }
352
{ "en": "still", "lg": "naye; adv." }
353
{ "en": "It is better for school going children not to go to discos.", "lg": "Kirungi abaana abasoma obutagenda mu biduula." }
354
{ "en": "bustle", "lg": "okutawaana." }
355
{ "en": "weekly", "lg": "a buli ssabbiiti." }
356
{ "en": "There are increasing cases of teenage pregnancies in the district.", "lg": "Emisango gy'abaana okufuna embuto nga bakyali gyeyongedde ku disitulikiti." }
357
{ "en": "They have family conflicts to resolve.", "lg": "Balina enkaayana mu famire ez'okugonjoola." }
358
{ "en": "throw", "lg": "okuyiwa. t" }
359
{ "en": "oedema", "lg": "nnampwa." }
360
{ "en": "How is crude oil mined?", "lg": "Amafuta gasimibwa gatya?" }
361
{ "en": "gape (yawn)", "lg": "okwayuuya; (in astonishment) okusamaalirira." }
362
{ "en": "pride", "lg": "amalala" }
363
{ "en": "Former Nebbi district chairman has been voted as Pakwach National Resistance Movement head.", "lg": "Eyaliko ssentebe wa disitulikiti y'e Nebbi alondedwa ng'akulira National Resistance Movement mu Pakwach." }
364
{ "en": "It锟絪 a good practice to look for a job as you are still studying.", "lg": "Kiba kikolwa kirungi okunoonya omulimu ng'okyasoma." }
365
{ "en": "They recruited more youth into the army.", "lg": "Baayingizza abavubuka abalala mu magye." }
366
{ "en": "Dams help in power generation.", "lg": "Amabibiro gayamba mu kukola amasannyalaze." }
367
{ "en": "aged", "lg": "a nvi." }
368
{ "en": "What could be the factors hindering refugees from accessing services?", "lg": "Nsonga ki eziyinza okuba nga zirobera abanoonyiboobubudamu okufuna empeereza." }
369
{ "en": "The suspect was release today.", "lg": "Ateeberezebwa okuzza omusango yateeredwa leero." }
370
{ "en": "completeness", "lg": "obutuufu." }
371
{ "en": "Of what benefit is a proper administrative structure?", "lg": "Obukulembeze obulambike obulungi bulina muganyulo ki?" }
372
{ "en": "repeatedly", "lg": "emirundi mingi" }
373
{ "en": "mere", "lg": "sa" }
374
{ "en": "Everything he does is for the good of him and his family.", "lg": "Buli ky'akola akikola ku lwa bulungi bwe ne famire ye." }
375
{ "en": "It's a parents responsibility to follow up the child immunization records carefully.", "lg": "Buvunaanyizibwa bwa muzadde okulondoola ebikwata ku kugeme kw'omwana n'obwegendereza." }
376
{ "en": "tiff", "lg": "have a" }
377
{ "en": "He delivered the president's message to the gathering.", "lg": "Yatuusiza obubaka bwa pulezidenti eri abantu abakungaanye." }
378
{ "en": "The major goal of Wanderai irrigation scheme is to improve agriculture and commercial farming .", "lg": "Ekigendererwa ekikulu ekya Wanderai irrigation scheme kwe kulongoosa ebyobulimi n'obulunzi n'okulimalunda okw'okufuna ensimbi." }
379
{ "en": "skewer", "lg": "olusika" }
380
{ "en": "The driver died in a car accident.", "lg": "Omuvuzi yafiiridde mu kabenje k'emmotoka." }
381
{ "en": "sing", "lg": "okuyimba; (of birds) okukaaba; (of ears) okuwaawaala." }
382
{ "en": "abate", "lg": "okukkakkana" }
383
{ "en": "Not everyone likes family planning.", "lg": "Si buli omu nti ayagala enteekateeka y'ezzadde." }
384
{ "en": "thirst", "lg": "e??a nzi." }
385
{ "en": "being", "lg": "obuntu." }
386
{ "en": "The district committee plans to raise teacher's salaries next financial year.", "lg": "Akakiiko ka disitulikiti kateekateeka okwongeza emisaala gy'abasomesa omwaka gw'ebyensimbi ogujja." }
387
{ "en": "Revenue can be accumulated from forest growing.", "lg": "Ennyingiza esobola okweyongera okuva mu kulima ebibira." }
388
{ "en": "How much did you pledge on their wedding?", "lg": "Weetemye mmeka ku mbaga yaabwe?" }
389
{ "en": "reason", "lg": "okuteesa" }
390
{ "en": "Don't ever think that you have no purpose in life", "lg": "Tolowoozanga nti tolina mugaso mu bulamu." }
391
{ "en": "tears", "lg": "ebiyengeyenge." }
392
{ "en": "loin", "lg": "ekikooyi" }
393
{ "en": "fly", "lg": "akaduli" }
394
{ "en": "spark", "lg": "ensasi" }
395
{ "en": "There is not enough money to efficiently plan for the year.", "lg": "Tewali ssente zimala kuteekateekera bulungi mwaka." }
396
{ "en": "The district chairman reshuffled the executive because of inefficiencies in service provision.", "lg": "Ssentebe wa disitulikiti yakoze enkyukakyuka mu bakulembeze olw'obutaweereza bulungi." }
397
{ "en": "The chairman looks at ensuring proper sanitation to avoid disease outbreaks.", "lg": "Ssentebe asinga kufa ku kukuuma buyonjo okwewala endwadde ezibalukawo." }
398
{ "en": "Bible competitions help teenagers to understand the word of God.", "lg": "Okuvuganya mu bya Bbayibuli kiyamba abattiini okutegeera ekigambo kya Katonda." }
399