translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "His son was kidnapped.", "lg": "Mutabani we yawambiddwa." }
100
{ "en": "manikin", "lg": "nnakkwale" }
101
{ "en": "rind", "lg": "ekikuta." }
102
{ "en": "The organization will continue providing its services.", "lg": "Ekitongole kijja kugenda mu maaso n'okuwa obuweereza bwakyo." }
103
{ "en": "Majority of the parents refused to contribute towards the purchase of the school bus.", "lg": "Abazadde abasinga obungi baagaanye okusonda ssente z'okugula bbaasi y'essomero." }
104
{ "en": "Since he failed to fulfill his promise, I cannot trust him anymore.", "lg": "Olw'okuba yalemererwa okutuukiriza ekisuubizo kye, sikyasobola kuddamu kumwesiga." }
105
{ "en": "The government will compensate the injured people.", "lg": "Gavumenti ejja kuliyirira bantu abakoseddwa." }
106
{ "en": "My son is very humble.", "lg": "Mutabani wange mwetowaze nnyo." }
107
{ "en": "scarf", "lg": "ekitambaala" }
108
{ "en": "Doctors do the best they can to save both the newborn baby and the mother.", "lg": "Abasawo bakola kyonna kye basobola okutaasa omwana azaaliddwa ne maama." }
109
{ "en": "Who is killing students?", "lg": "Ani atta abayizi?" }
110
{ "en": "We should ensure that we follow the guidelines from the ministry of health.", "lg": "Tulina okufuba okulaba nga tugoberera ebiragiro okuva mu minisitule y'ebyobulamu." }
111
{ "en": "Families that were attacked were given the maximum security.", "lg": "Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala." }
112
{ "en": "The availability of electricity stimulates the creation of businesses.", "lg": "Okubeerawo kw'amasannyalaze kutumbula obutandisi bw'emirimu." }
113
{ "en": "Life after graduation is exciting but also scary .", "lg": "Obulamu oluvannyuma lw'okutikkirwa bunyuma naye ate butiisa." }
114
{ "en": "The school has put in more effort to help the pupils to pass exams.", "lg": "Essomero litaddemu amaanyi mangi okuyamba abayizi okuyita ebigezo." }
115
{ "en": "The private sector is now investing more in agriculture.", "lg": "Banneekoleragyange kati ensimbibazisiga mu bulimi." }
116
{ "en": "Constant internet access has become difficult in Uganda.", "lg": "Okufuna yintanenti etavaako kifuuse kizibu mu Uganda." }
117
{ "en": "Large populations often tend to incapacitate the government, disabling it to fulfil its duties.", "lg": "Abantu abangi batera okukaluubiriza gavumenti ne kigiremesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwayo." }
118
{ "en": "Bosses should not be fast to judge workers.", "lg": "Abakozesa tebalina kwanguwa kulamula bakozi." }
119
{ "en": "concerned", "lg": "be" }
120
{ "en": "Almost everyone holds memories of someone or something.", "lg": "Kumpi buli omu alina ebijjukizo by'omuntu oba ekintu." }
121
{ "en": "Let us go to a place where our children will be happy", "lg": "Ka tugende mu kifo abaana baffe gye banaasanyukira" }
122
{ "en": "Health workers need to wear face masks to operate more efficiently.", "lg": "Abasawo beetaaga okwambala obukkookolo okusobola okukola obulungi." }
123
{ "en": "People consider the establishment of road openings as unlawful.", "lg": "Abantu abantu batwala okuva mu bifo wayisibwewo oluguudo ng'ekiri mu bumenyi bw'amateeka." }
124
{ "en": "mere", "lg": "salala." }
125
{ "en": "The patient had a very high fever which scared the nurses.", "lg": "Omulwadde yalina omusujja ogw'amaanyi ennyo ekyatiisizza abasawo." }
126
{ "en": "jackal", "lg": "ekibe" }
127
{ "en": "Health officers are at the front line fighting against the coronavirus pandemic.", "lg": "Abakungu b'ebyobulamu bali ku mwanjo nnyo mu kulwanyisa ekirwadde ky'akawuka ka kolona." }
128
{ "en": "The children received examination tips.", "lg": "Abaana baabasuniddeko ku bikwata ku bigezo." }
129
{ "en": "The former Panyango county accountant is needed to answer questions about funds mishandling.", "lg": "Eyaliko omubalirizi w'ebitabo mu ssaza ly'e Panyango yeetaagibwa okwanukula ebibuuzo ku nsimbi ezitaakwatibwa bulungi." }
130
{ "en": "My husband bathes before he eats his supper.", "lg": "Baze asooka kunaaba nga tannalya kyaggulo." }
131
{ "en": "anyhow", "lg": "majenjeeke; as conj." }
132
{ "en": "The current report shows that Uganda has more youths.", "lg": "Okunoonyereza okwakakolebwa kulaga nti Uganda erina abavubuka bangi." }
133
{ "en": "brass", "lg": "ekikomo." }
134
{ "en": "wend (one's way)", "lg": "okugenda." }
135
{ "en": "dizziness", "lg": "kantoo looze." }
136
{ "en": "Road contractors have been warned against poor quality work.", "lg": "Abakozi b'enguudo balabuddwa ku mulimu ogw'omutindo omubi." }
137
{ "en": "Families that were attacked were given the maximum security.", "lg": "Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala." }
138
{ "en": "cricket", "lg": "ejjanzi" }
139
{ "en": "The government has set up special opportunities for the girl child.", "lg": "Gavumenti etaddewo emikisa egy'enjawulo eri abawala." }
140
{ "en": "Education is the key to success.", "lg": "Okusoma kye kisumuluzo ekikutuusa ku buwanguzi." }
141
{ "en": "give", "lg": "okusala omusango. be much given to" }
142
{ "en": "Were you trained by the elders?", "lg": "Watendekebwa bakulu?" }
143
{ "en": "The government has the power to influence activities in all organizations.", "lg": "Gavumenti erina obuyinza okusalawo enzirukanya y'emirimu mu bitongole byonna." }
144
{ "en": "How should leaders amicably settle land disputes?", "lg": "Abakulembeze balina batya okumalawo obutakkaanya ku ttaka mu mirembe?" }
145
{ "en": "The electoral commission uses new voters' registers for every new presidential election.", "lg": "Akakiiko k'ebyokulonda kakozesa olukalala lw'abalonzi olupya ku buli lulonda kw'pulezidenti omupya." }
146
{ "en": "She was admitted to the hospital.", "lg": "Omukyala yawereddwa ekitanda." }
147
{ "en": "Children in schools have been vaccinated against Measles-Ruberla and Polio", "lg": "Abaana mu masomero bagemeddwa obulwadde bw'olukusense-Kikutiya ne ppooliyo" }
148
{ "en": "We should vote for people who will bring change to our communities.", "lg": "Tulina okulonda abantu abeetegefu okuleeta enkyukakyuka mu bitundu kyaffe." }
149
{ "en": "idiot", "lg": "ekinyanyagga" }
150
{ "en": "They agreed to unite during the swearing in event.", "lg": "Bakkaanyizza okwegatta ku mukolo gw'okulayizibwa." }
151
{ "en": "Teachers follow syllabus while teaching students.", "lg": "Abasomesa bagoberera ensengeka y'ebisomesebwa mu ssomo nga basomesa abayizi." }
152
{ "en": "infant", "lg": "akawere" }
153
{ "en": "set", "lg": "okutega. s. right" }
154
{ "en": "absurdity", "lg": "okafeetote" }
155
{ "en": "The teachers in that district are unhappy over delayed salary payments.", "lg": "Abasomesa mu disitulikiti eyo si basanyufu olw'omusaala oguluddewo." }
156
{ "en": "She said her business helped her feed her children.", "lg": "Yagambye bizinensi ye yamuyamba okuliisa abaana be." }
157
{ "en": "fat", "lg": "ekitogi." }
158
{ "en": "impede", "lg": "okuziyiza." }
159
{ "en": "laugh", "lg": "akalali." }
160
{ "en": "Of what importance is a swimming pool at a school?", "lg": "Ekidiba ekiwugirwamu kya mugaso ki ku ssomero?" }
161
{ "en": "The vendors struck yesterday.", "lg": "Abatembeyi beekalakaasizza eggulo ." }
162
{ "en": "stump", "lg": "ekikondo" }
163
{ "en": "I am the eighth child in a family of eleven.", "lg": "Nze mwana ow'omunaana mu famire ey'abaana ekkumi n'omu." }
164
{ "en": "nervousness", "lg": "entengereze." }
165
{ "en": "We need to hold onto our cultual norms.", "lg": "Twetaaga okunyweza ennono n'obuwangwa bwaffe." }
166
{ "en": "The cost and effect of a method affect its use.", "lg": "Ebbeeyi n'ebiva mu nkola ekosa enkozesa yakyo." }
167
{ "en": "trade", "lg": "obuguzi" }
168
{ "en": "audience", "lg": "ekibiina." }
169
{ "en": "blindfold", "lg": "okusiba kantuntunu." }
170
{ "en": "There in future learning and education is apparent.", "lg": "Bali mu kuyiga okw'omu maaso era ebyenjigiriza bitegeerekeka." }
171
{ "en": "fig", "lg": "omutiini" }
172
{ "en": "Studios should not be located near schools.", "lg": "Situdiyo tezirina kuteekebwa kumpi n'amasomero." }
173
{ "en": "Health sector projects should be given priority.", "lg": "Pulojekiti ez'obujjanjabi zeetaaga okuteekebwa ku mwanjo." }
174
{ "en": "When did you get your confirmation certificate?", "lg": "Wafuna ddi satifukeeti yo eya konfirimansiyo?" }
175
{ "en": "The authority is analyzing the dynamics in the bridge construction.", "lg": "Ekitongole kiri mu kwetegereza nkyukakyuka mu kuzimba olutindo." }
176
{ "en": "hitherto", "lg": "kambwano." }
177
{ "en": "My mother gave the robbers three million Ugandan shillings hoping that they would spare our lives.", "lg": "Maama yawa abazigu obukadde busatu obwa siringi za Uganda ng'asuubira nti bajja kutuleka nga tuli balamu." }
178
{ "en": "bed", "lg": "obuliri." }
179
{ "en": "The committee has tried many ways to prevent the spread of the virus.", "lg": "Ab'akakiiko bagezezzaako engeri nnyingi okutangira okusaasaana kw'akawuka." }
180
{ "en": "Children should be kept safe at school.", "lg": "Baana balina okukuumibwa obulungi ku ssomero." }
181
{ "en": "rude", "lg": "kopi" }
182
{ "en": "Girls absent themselves from school when they experience their menstruation periods.", "lg": "Abawala bayosa ku ssomero nga bayingidde mu nsonga zaabwe ez'ekikyala." }
183
{ "en": "They didn't agree with the court ruling.", "lg": "Tebakkiriziganyizza na kusalawo kwa kkooti." }
184
{ "en": "If your life is in danger then relocate.", "lg": "Obulamu bwo bwe buba mu matigga olwo dda ewalala." }
185
{ "en": "In order to achieve, one must work hard.", "lg": "Okusobola okuwangula, omuntu alina kukola ennyo." }
186
{ "en": "speech", "lg": "e ??ombo." }
187
{ "en": "ring", "lg": "okukuba (ekide" }
188
{ "en": "People mark dates on a calendar for remembrance.", "lg": "Abantu balamba nnaku z'omwezi ku kalenda okujjukirirako." }
189
{ "en": "Communities in the neighboring towns are also affected.", "lg": "Abantu mu bubuga obutwetoolodde nabo bakoseddwa." }
190
{ "en": "I want to invest in a piggery project next year.", "lg": "Njagala kusiga mu pulojekiti y'okulunda embizzi omwaka ogujja." }
191
{ "en": "The convention has arranged an organ in charge of people's health.", "lg": "Olukungana luteesetese ekibinja ekivunaanyizibwa ku bulamu bw'abantu." }
192
{ "en": "These conflicts led to a lot of bloodshed in the Northern region.", "lg": "Obukuubagano buno bwavaamu okuyiwa omusaayi kungi mu kitundu ky'obukiikakkono." }
193
{ "en": "intrude", "lg": "okwebereka" }
194
{ "en": "Most health centres in our town charge higher rates for their services", "lg": "Amalwaliro agasinga mu kabuga kaffe gasaba ebisale bya waggulu ku buweereza bwago." }
195
{ "en": "His immediate family was killed by rebels.", "lg": "Famire ye ey'okulusegere yattibwa abayeekera." }
196
{ "en": "shut", "lg": "okubuniza akamwa; (umbrella) okumenya; s. up (slang)" }
197
{ "en": "The vehicle was from a neighbouring country.", "lg": "Ekidduka kyali kiva mu ggwanga eririnaanyewo." }
198
{ "en": "Extension workers are advising the communities to stay away from the weed.", "lg": "Abakozi abayambako bawa abantu amagezi okwewala omuddo." }
199