translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "I wonder why some midwives are rude to mothers during labor!", "lg": "Neewuunya lwaki abazaalisa abamu bakambuwalira nnyo bamaama mu kuzaala." }
4900
{ "en": "Some women go beyond or below the supposed nine months of their pregnancy.", "lg": "Abakyala abamu bayisa mu myezi oba obutatuusa myezi mwenda nga bazito." }
4901
{ "en": "In rural areas, some health centers lack quality services for pregnant women.", "lg": "Mu byalo amalwaliro agamu tegalina buweereza bulungi eri abakazi abalina embuto." }
4902
{ "en": "Our school's old students contributed to the construction of the new laboratory.", "lg": "Abayizi abaasomerako mu ssomero lyaffe baawaddeyo okuzimba laabu empya." }
4903
{ "en": "Most of the oldest schools in Uganda are church founded.", "lg": "Amasomero amakadde agasinga mu Uganda gatandikibwa ku musingi gwa kkanisa." }
4904
{ "en": "Schools play a big role in teaching nationals how to read and write.", "lg": "Amasomero gakola kinene mu kusomesa bannansi engeri y'okuwandiika n'okusoma." }
4905
{ "en": "The minister of education advised parents to nurture their children's morals.", "lg": "Minisitule y'ebyenjigiriza yakubiriza abazadde okuyigiriza abaana baabwe empisa." }
4906
{ "en": "It's good for someone to contribute to the development of an area.", "lg": "Kirungi omuntu okubaako ky'awaayo okukulaakulanya ekitundu." }
4907
{ "en": "Government has tried to establish quality hospitals in all districts in the country.", "lg": "Gavumenti egezezzaako okuzimba amalwaliro ag'omulembe mu disitulikiti zonna mu ggwanga." }
4908
{ "en": "The number of private schools in the country increases every year.", "lg": "Omuwendo gw'amasomero ag'obwannannyini mu ggwanga geeyongera buli mwaka." }
4909
{ "en": "The number of students in private schools depends on its academic performance.", "lg": "Omuwendo gw'abayizi mu masomero g'obwannannyini gwesigama ku kuyita kw'abayizi." }
4910
{ "en": "Most rural parents prefer public schools to private.", "lg": "Abazadde mu byalo basinga kwettanira masomero ga gavumenti ku g'obwannanyini." }
4911
{ "en": "Leaders should always be exemplary to their subjects.", "lg": "Abakulembeze basaanidde okuba eky'okulabirako eri be bakulembera." }
4912
{ "en": "Newspapers have exposed corruption in government offices.", "lg": "Empapula z'amawulire zaanise enguzi mu woofiisi za gavumenti." }
4913
{ "en": "Ugandan has over six political parties currently.", "lg": "Uganda erina ebibiina by'obufuzi ebisoba mu mukaaga" }
4914
{ "en": "Counsering and guidance is very important for learners in making important life decisions.", "lg": "Okubuulirira n'okulungamya kwa mugaso nnyo eri abayizi mu kusalawo obulungi eri obulamu bwabwe" }
4915
{ "en": "It's unfortunate that schools don't have old students associations.", "lg": "Kya nnaku nti amasomero tegalina bibiina bigatta bayizi baasomerayo." }
4916
{ "en": "Previously, Uganda has experienced many strikes by University students.", "lg": "Gye buvuddeko, Uganda yafuna obwegugungo bungi obw'abayizi okuva mu zi ssetendekero." }
4917
{ "en": "Disciplined learners perform better than the stubborn ones academically.", "lg": "Abayizi abalina empisa basoma bulungi okusinga abalina eddalu." }
4918
{ "en": "Cultural leaders are highly respected by their subjects.", "lg": "Abakulembeze ab'ennono baweebwa nnyo ekitiibwa okuva eri abawagizi baabwe." }
4919
{ "en": "Kingdoms in Uganda have well organized leadership committees to run their plans.", "lg": "Obwakabaka mu Uganda bulina obukiiko bw'obukulembeze obusengekeddwa obulungi okuddukanya enteekateeka zaabwo." }
4920
{ "en": "Cultural leaders help in emphasizing good morals among the people.", "lg": "Abakulembeze ab'ennono bayamba mu kukkaatiriza empisa enungi mu bantu." }
4921
{ "en": "Toro kingdom has the youngest king in the country.", "lg": "Obwakabaka bwa Toro bulina Kabaka asinga obuto mu ggwanga." }
4922
{ "en": "The president gave new cars to all cultural leaders in Uganda.", "lg": "pulezidenti yawa abafuzi b'ennono bonna emmotoka empya mu Uganda." }
4923
{ "en": "In most kingdoms kingship is hereditary.", "lg": "Mu bwakababaka obusinga obufuzi bw'ennono bwa nsikirano" }
4924
{ "en": "Years ago, kingdoms in Uganda fought over land ownership.", "lg": "Emyaka egyayita obwakabaka mu Uganda bwalwana okweddiza ettaka." }
4925
{ "en": "Some people lose like lives because of land conflicts.", "lg": "Abantu abamu bafiirwa obulamu olw'obukuubagano bw'ettaka." }
4926
{ "en": "Having a land title for your land is better than having a sales agreement.", "lg": "Okuba n'ekyapa ky'ettaka lyo kisinga okuba n'endagaano y'obuguzi." }
4927
{ "en": "The chairman has to sign on every land sales agreement in the community.", "lg": "Ssentebe alina okussa omukono ku buli ndagaano y'obutunzi mu kitundu." }
4928
{ "en": "The minister has saved many people from losing their land to grabbers.", "lg": "Minisita ataasizza abantu bangi obutabbibwako ttaka lyabwe" }
4929
{ "en": "A woman was arrested for giving fake land titles to people.", "lg": "Omukyala yakwatibwa lwa kuwa bantu byapa bya bicupuli." }
4930
{ "en": "Land is one of the most expensive assets in the country.", "lg": "Ettaka kimu ku bintu eby'ebbeeyi mu ggwanga." }
4931
{ "en": "Transparency yields respect to leaders.", "lg": "Obwerufu buweesa abakulembeze ekitiibwa." }
4932
{ "en": "Politics can lead to hatred among various contestants.", "lg": "ebyobufuzi bisobola okuleeta obukyayi eri abo abavuganya." }
4933
{ "en": "You must buy a cultural marriage certificate for a successful introduction.", "lg": "Olina okugula ebbaluwa y'obufumbo mu bwakabaka olw'okwanjula okulungi." }
4934
{ "en": "Kingdoms get a lot of money from their various projects.", "lg": "Obwakabaka bufuna ensimbi nnyingi okuva ku pulojekiti zaabwo ez'enjawulo." }
4935
{ "en": "The current pandemic situation has made many people postpone their marriage ceremonies.", "lg": "Embeera y'ekirwadde eno ereetedde abantu bangi okwongezaayo emikolo gy'obufumbo." }
4936
{ "en": "What matters a lot is the marriage certificate not the amount you brought it.", "lg": "Ekisinga obukulu y'ebbaluwa ekakasa obufumbo so si ssente ze wagigula." }
4937
{ "en": "Kingdoms contribute to community development out of their income.", "lg": "Obwakabaka buyambako mu kukulaakulanya ekitundu okuva mu nnyingiza yaabwo." }
4938
{ "en": "Cultural leaders are meant to be neutral in the politics of the country.", "lg": "Abakulembeze b'ensikirano tebalina kuba na ludda mu by'obufuzi bw'eggwanga." }
4939
{ "en": "Polygamous marriages are very common in the villages.", "lg": "Bannamakaabirye n'okusingawo bangi mu byalo." }
4940
{ "en": "In Uganda, people below the age of eighteen years are not allowed to get married.", "lg": "Mu Uganda, abantu abali wansi w'emyaka kkumi na munaana tebakkirizibwa kufumbirwa." }
4941
{ "en": "Divorce is unacceptable in church marriage setting.", "lg": "Okwawukana mu bufumbo tekukkirizibwa mu bufumbo bw'ekkanisa." }
4942
{ "en": "Some people attend weddings to just have fun.", "lg": "Abantu abamu bagenda ku mbaga okufuna essanyu." }
4943
{ "en": "Some women prefer a traditional wedding to a church wedding.", "lg": "Abakyala abamu baagala embaga ey'obuwangwa okusinga ey'ekkanisa." }
4944
{ "en": "Excessive alcohol consumption is harmful to human life.", "lg": "Okunywa omwenge ekisusse kya bulabe eri obulamu bw'omuntu." }
4945
{ "en": "There are many companies producing alcohol drinks in Uganda.", "lg": "kkampuni nnyingi ezisoggola omwenge mu Uganda." }
4946
{ "en": "Only persons above eighteen years are allowed to drink.", "lg": "Abantu bokka abaweza emyaka ekkumi n'omunaana be bbakkirizibwa okunywa omwenge." }
4947
{ "en": "The country has several laws concerning alcohol.", "lg": "Eggwanga lirina amateeka ag'enjawulo agakwata ku mwenge" }
4948
{ "en": "Some religions prohibit their followers from drinking alcohol.", "lg": "Edddiini ezimu tezikkiriza bagooberezi baazo kunywa mwenge" }
4949
{ "en": "Bar business is one of the profitable ventures in Uganda.", "lg": "Ebirabo by'omwenge by'ebimu ku mirimu egivaamu amagoba mu Uganda." }
4950
{ "en": "Some drivers use bad language in communities.", "lg": "Abagoba b'ebidduka abamu boogera bubi mu bantu." }
4951
{ "en": "The government gets a lot of revenue from companies dealing in alcoholic drinks.", "lg": "Gavumenti efuna ssente nnyingi okuva mu kkampuni agasoggola omwenge." }
4952
{ "en": "All bars are still under lockdown due to the prevailing pandemic.", "lg": "Ebirabo by'omwenge byonna bikyali ku muggalo olw'ekirwadde." }
4953
{ "en": "Culture is also among the reasons influencing alcohol consumption in communities.", "lg": "Obuwangwa nabwo buli mu nsonga ezinywesa abantu omwenge mu bitundu." }
4954
{ "en": "Some years back, a group of people died after taking the poison alcohol drink.", "lg": "Emyaka mitono egyayita, waliwo abantu abaafa nga banywedde omwenge ogwalimu obutwa." }
4955
{ "en": "Uganda has a favorable climate for agricultural activities.", "lg": "Embeera y'obudde mu Uganda nnungi mu byobulimi." }
4956
{ "en": "Pests and diseases badly affect farmers' yields in Uganda.", "lg": "Ebiwuka n'endwadde bikosa nnyo amakungula g'abalimi n'abalunzi mu Uganda." }
4957
{ "en": "Coffee growing has sustained the lives of many people in Uganda.", "lg": "Okulima emmwanyi kuyimirizzaawo obulamu bw'abantu bangi mu Uganda." }
4958
{ "en": "The market for agricultural products is available within and outside the country.", "lg": "Akatale k'ebyobulimi weekali mu ggwanga n'ebweru." }
4959
{ "en": "The government supports farmers with quality crop seeds to increase output.", "lg": "Gavumenti eyambako abalimi okubawa ensigo ez'embala okwongera ku bungi bw'ebikungulwa." }
4960
{ "en": "Poor farming methods lower the quality and quantity of crop yields.", "lg": "Ennima etali ku mulembe ekendeeza obulungi n'obungi bw'amakungula." }
4961
{ "en": "Most people in Uganda grow crops for home consumption.", "lg": "Abantu abasinga mu Uganda balima mmere ebamala kulya kwokka." }
4962
{ "en": "The government organizes agricultural shows every year to improve farmers' knowledge and skills.", "lg": "Gavumenti etegeka emisomo gyobulimi n'obulunzi buli mwaka okwongera okuwa abalimi amagezi n'obukugu." }
4963
{ "en": "The fertility of our soil favors the growth of many crops annually.", "lg": "Obugimu bw'ettaka lyaffe buyamba enkula y'ebirime ebisinga buli mwaka." }
4964
{ "en": "Coffee growing helps to reduce soil erosion.", "lg": "Okusimba emmwanyi kuyambako okukendeeza ku kukulukuta kw'ettaka" }
4965
{ "en": "The president advised farmers to embrace government programs to end poverty.", "lg": "pulezidenti yakubiriza abalimi n'abalunzi okwaniriza pulogulaamu za gavumenti okukomya obwavu." }
4966
{ "en": "People form cooperatives to do something better they couldn't do individually.", "lg": "Abantu bakola ebibiina by'obwegassi okukola ekisingawo kye batandikoze ssekinnoomu." }
4967
{ "en": "The price of coffee this season is higher than of the last season.", "lg": "Ebbeeyi y'emmwanyi sizoni eno eri waggulu okusinga ku sizoni eyise." }
4968
{ "en": "The coffee price depends on each season.", "lg": "Ebbeeyi y'emmwanyi yeesigama ku buli sizoni." }
4969
{ "en": "They banned the movement and sale of animals and their products in the markets.", "lg": "Baawera entambuza n'okutunda ebisolo n'ebibivaamu mu butale." }
4970
{ "en": "Three districts in Northern Ugandan were affected by the cattle quarantine.", "lg": "Disitulikiti ssatu mu bukiikakkono bwa Uganda zaakosebwa olwa kalantini eyaziteekebwako." }
4971
{ "en": "Majority of livestock holders, do not vaccinate.", "lg": "Abalunzi bangi tebagemesa bisolo byabwe." }
4972
{ "en": "The ban should be lifted after the laboratory test results.", "lg": "Kalantiini eteekeddwa okuggibwawo oluvannyuma lw'ebiva mu kukeberebwa mu laabu." }
4973
{ "en": "The laboratory test is still showing high rates of positive infections.", "lg": "Okukeberebwa kw'omu laabu kukyalaga emiwendo gy'abalwadde mingi." }
4974
{ "en": "The quarantine will help to stop the spread of the disease.", "lg": "Kalantiini ejja kuyambako okukomya okusaasaana kw'obulwadde." }
4975
{ "en": "Three regions are affected with the cattle infections.", "lg": "Ebitundu bisatu bikoseddwa obulwadde bw'ebisolo." }
4976
{ "en": "Vaccinations can help to prevent costly treatment of diseases that can be prevented.", "lg": "Okugema kuyambako okwewala obutaasaanya ssente nnyingi ku ndwadde ezisobola okugemebwa" }
4977
{ "en": "Every after a given period of time cattle have to be vaccinated.", "lg": "Buli luvannyuma lw'ebbanga entezilina okugemebwa" }
4978
{ "en": "He got a loan from the bank for cattle fattening.", "lg": "Yeewola ssente mu bbanka okusavuwaza ebisolo." }
4979
{ "en": "How safe is the meat we buy from butcheries?", "lg": "Ennyama gye tugula mu bakinjaaji tugyesiga tutya?" }
4980
{ "en": "Cattle from those specific regions were banned from movement.", "lg": "Ente okuva mu bitundu ebimu zaaganibwa okutambula." }
4981
{ "en": "The district has appointed new leaders .", "lg": "Disitulikiti eronze abakulembeze abaggya." }
4982
{ "en": "Prominent people in the district attended the ceremony.", "lg": "Abantu abatutumufu mu disitulikiti beetaba ku mukolo." }
4983
{ "en": "When we work together as a team, we will develop the district.", "lg": "Bwe tukolera awamu nga tiimu tujja kulaakulanya disitulikiti." }
4984
{ "en": "Opposition parties were happy when he won the elections.", "lg": "Bannabyabufuzi abali ku ludda okuvuganya baasanyuka ng'awangudde." }
4985
{ "en": "One of the residents was elected as their new leader.", "lg": "Omu ku batuuze yalondebwa nga mukama waabwe." }
4986
{ "en": "We are working together as a team.", "lg": "Tukolera wamu nga tiimu." }
4987
{ "en": "Investors will fund in areas which are in peace.", "lg": "Abasigansimbi bajja kuvvujjirira mu bitundu ebilina emirembe.e" }
4988
{ "en": "Politicians are urged to fulfill what they promised during campaigns.", "lg": "Bannabyabufuzi basabiddwa okutuukiriza bye baasuubiza nga baperereza obululu" }
4989
{ "en": "Property taxes are the main sources of tax revenue for the local government.", "lg": "Emisolo ku by'obugagga gye gusinga okuvaamu ssente eziddukanya gavumenti ez'ebitundu" }
4990
{ "en": "There is an investor who promised to work on the construction of our village road.", "lg": "Waliwo musigansimbi eyasuubiza okuzimba oluguudo lwaffe mu kyalo." }
4991
{ "en": "Roads leading to trading centers should be worked on.", "lg": "Enguudo ezituuka mu bitundu byobusuubuzi ziteekeddwa okukolwako." }
4992
{ "en": "We should work together irrespective of any aspect.", "lg": "Tulina kukolera wamu nge tetufuddeeyo ku nsonga yonna." }
4993
{ "en": "The leader has good plans for the city.", "lg": "Omukulembeze alina enteekateeka ennungi ku kibuga." }
4994
{ "en": "It is the best organized town in the district.", "lg": "Ky'ekibuga ekisinga okutegekebwa obulungi mu disitulikiti" }
4995
{ "en": "Some farmers didn't receive the seeds.", "lg": "Abalimi abamu tebaafunye nsigo." }
4996
{ "en": "The leaders claimed that the seeds they received from the were not enough.", "lg": "Abakulembze beemulugunya nti ensigo ze baafuna zaali tezimala" }
4997
{ "en": "The local chairperson gives the seeds to the people well known to him.", "lg": "Ssentebe w'ekyalo agabira abantu b'amanyi ensigo." }
4998
{ "en": "She spoke of being siderined from getting seedlings for same people are always registered .", "lg": "Yayogera ku ky'okumutangira okufuna endokwa kuba abantu be bamu baba beewandiisa" }
4999