English
stringlengths
1
525
Luganda
stringlengths
1
522
mourn
okukuba ekiwoobe
Lawyers interpret the law to the people.
Bannamateeka bataputira abantu amateeka.
Corrective measures should commence with young people to secure power and solve greed issues .
Enteekateeka eyawamu eteekeddwa okukolebwa n'abavubuka okusobola okutwala obuyinza n'okugonjoola ensonga z'omulugube.
cry
enkooka.
forerunner
omukulembezi omukulembeze.
The animals given to refugees were stolen by the neighbors.
Ebisolo ebyaweebwa Abanoonyiboobubudamu byabbibwa baliraanwa.
suppurate
okutana.
dissembler
omukuusa.
pillow
ekigugu
rich
mwome
chief
lutikko
tolerate
okusobola.
totter
okuzunga
How much can a solar system cost?
Omuyungano gw'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba gugula ssente mmeka?
The government has supported the farmers on the road to improve their werfare.
Gavumenti eyambye abalimi n'abalunzi abali ku mugendo okulongoosa obulamu bwabwe.
Workers should be paid in time.
Abakozi balina okusasulwa mu budde.
Youths should be sensitized about the dangers of drug abuse.
Abavubuka balina okusomesebwa ku kabi akali mu kukozesa ebiragalalagala.
The village chairperson sold off that land illegally.
Ssentebe w'ekyalo yatunda ettaka eryo mu bumenyi bw'amateeka.
Who is the police officer on duty this week?
Mupoliisi ki ali ku mulimu wiiki eno?
The community condemned his bad acts.
Abantu baavumiridde ebikolwa bye ebibi.
finger
nvamumba. second f.
riddle
okuko kkola; speak in riddles
People need to establish churches with legal documentation.
Abantu balina okuteekawo akkanisa n'ebiwandiiko eby'amateeka.
The products being sold should focus on solving people's problems.
Ebintu ebitundibwa birina kussa ssira ku kugonjoola bizibu by'abantu.
interfere
okwetumiikiriza; (in fight) okutaasa
The debate was made public by the community.
Okukubaganya ebirowoozo kwaweerezebwa eri abantu.
Motorcycles have been demolished.
Ppikipiki ziyonooneddwa.
exult
okukuba ejjebe
related
a kika kimu
How many pupils failed exams last year?
Abayizi bameka abaagwa ebibuuzo omwaka oguwedde?
One death was registered.
Omufu omu ye yawandiisibwa.
Geographically regions are identified depending on directions
Mu nkula y'obutonde n'ebifo ebitundu binnyonyolwa kusinziira ku ndagiriro.
I will attend the debate.
Nja kwetaba mu ku kubaganya ebirowoozo.
fresh
etc.) bisi.
Children need help especially the orphans.
Abaana beetaaga obuyambi naddaala bamulekwa.
blaspheme
okuvvoola
minute
tono nnyo; vide aka sirikitu
illnatured
sunguwavu
People have turned their hope in the District to create relief for them.
Abantu batadde essuubi lyabwe mu disitulikiti okubafunira obuyambi.
All techniques used in improving production will be seen.
Obukodyo bwonna okukozesebwa mu kwongera ku bifulumizibwa bujja kulabibwa.
canoe
emmanvu
Arua is strategically located because it has access to internal and foreign markets.
Arua eri mu kifo ekirungi kubanga erina obutale obwomunda n'ebweru.
Political parties in Uganda lack democracy.
Ebibiina byobufuzi mu Uganda tebiriimu dimokulasiya.
speak
okukaytika.
Every family should engage in vanilla growing.
Buli maka galina okwenyigira mu kulima vanilla.
Poultry projects are a source of income.
Pulojekiti z'okulunda enkoko zivaamu ssente.
What role is played by members of parliament?
Omukiisa mu paalamenti akola mirimu ki?
The game reserve no longer attracts tourists because it has no white rhinos.
Ekkuumiro ly'ensolo terikyasikiriza balambuzi kubanga teririna nkula njeru.
exactly
geregere.
The fire started in the room of the night duty officer.
Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro.
The public is often encouraged to avoid taking the law in their hands.
Abantu bakubirizibwa okwewala okutwalira amateeka mu ngalo.
There will be a training about fish farming in the town hall.
Wajja kubaawo okutendekebwa ku kulunda eby'ennyanja mu town hall.
ringworm
ebiguuna
percentage
okulobola.
distribute
okugereka.
Fishermen complained about the water hyacinth on the lake.
Abavubi beemulugunya ku kiddo ky'oku mazzi ku nnyanja.
The vendors complained about inadequate funds.
Abatembeeyi beemulugunya ku ssente entono.
Examiners prepared hard questions for the students.
Abategesi b'ebibuuzo baategekedde abayizi ebibuuzo ebizibu.
The hospital services are good, effective and efficient.
Obuweereza bw'eddwaliro bulungi, bwangu era bwesigika.
beautiful
sirii kirivu.
Uganda is lagging behind in the field of technology.
Uganda ekyali mabega nnyo mu bya tekinologiya.
wonderful
a kikuuno.
How many stakeholders does your business have?
Bizinesi yo ogiddukanya n'abantu bameka?
mother (my
nnyina; (as int.) maama! m.inlaw
Should tobacco-growing be banned in Uganda?
Okulima ppamba kuwerebwe mu Uganda?
Our country will produce a cure for the virus.
Ensi yaffe ejja kukola eddagala ly'akawuka.
The training conference will equip girls with skills in Arua and Koboko.
Olukungaana lw'okutendekebwa lujja kuwa baana bawala obukugu mu Arua ne Koboko.
Security officers are always alert during day and night.
Abakuumaddembe bulijjo babeera bulindaala emisana n'ekiro.
The people in the region consume a lot of alcohol.
Abantu mu kitundu banywa nnyo omwenge.
What are assets and liabilities?
Biki ebireeta n'okutwala ensimbi?
bless
okuwa omukisa
madness
akazoolezoole.
afresh
omulundi ogw'okubiri ( . . . omulala).
pitch
okukanyuga; p. a tent
Defilement is a sin in the eyes of God and nature.
Okusobya ku mwana atanneetuuka kibi mu maaso ga Katonda ne mu butonde.
pour
okufuka
People must be educated about how dangerous Ebola is.
Abantu balina okusomesebwa ku ngeri obulwadde bwa Ebola gye buli obw'obulabe.
Other children are engaged in child labour activities.
Abaana abalala beenyigira mu kukola nga bato.
The accused was detained at a police station.
Avunaanibwa yakuumibwa ku kitebe kya poliisi.
tender
gonvu.
Can money solve all family challenges?
Ssente zisobola okumalawo ebisoomooza by'amaka byonna?
ague
omusujja.
collar
kkala.
The coronavirus has led to the closer of many organizations.
Akawuka ka kolona kaviiriddeko okuggalwa kw'ebitongole bingi.
Local leaders will be available to settle any disputes in the area.
Abakulembeze b'ebyalo bajja kubeerawo okulungamya enkaayana zonna mu kitundu.
Making an important decision alone can bring many negative aspects.
Okukola okusalawo okw'omugaso wekka kiyinza okkuleetera endowooza enkyamu nnyingi.
Mobilise resources in an effort to prepare for disasters.
Kungaanya e byetaagisa mu kaweefube w'okwetegekera ebibamba.
It is not a bad thing to copy what other business people are doing.
Si kibi okukoppa bannabizinensi abalala kye bakola.
origin
okusooka
Babies need breast milk for the first six months.
Abaana abawere beetaaga amabeere okumala emyezi omukaaga egisooka.
What are project management tools?
Ebikozesebwa okuddukanya pulojekiti kye ki?
The running water caused serious damage to the school.
Okukulukuta kw'amazzi okwabaddewo kwayonoonedde ddaala essomero.
The fire started in the room of the night duty officer.
Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro.
It rained the whole day.
Yatonnye olunaku lwonna.
The budget was reduced by five per cent.
Embalirira yakendeezeddwako ebitundu bitaano ku buli kikumi.
loiter
okulattalatta
Bridge construction is expected to be complete in four years.
Okuzimba olutindo kusuubirwa okumalirizibwa mu myaka ena.
dip
okusomyamu
Our team lost the match.
Ttiimu yaffe yasudde omuzannyo.
table
ekijiiko ekinene.