0 "ebintu bizibu okimanyi maama w'omwana oyo yeetuze lwa bbaawe kuwasa mukyala mulala?" 1 tugenze mu kkanisa naye omubuulizi atulangidde okusaba ku nnaku enkulu zokka. 2 "bw'olaba omuzeeyi nga akyattunka n'okunoonya ssente omanya nti teyateekerateekera bulungi bukadde bwe." 3 omunnyo gwa leero nga gukaawa nnyo? 4 oteekeddwa okutabula obulungi eddagala eryo nga tonnaliwa mwana oyo. 5 abakyala bonna abasatu be nnina bakolagana bulungi era buli omu afaayo eri munne. 6 omulenzi oli ye mutuufu okusikira omusajja ono. 7 ekikajjo kimu ku birime ebirimu ssente ennaku zino. 8 "kika ky'amenvu ki ekisinga okukuwoomera?" 9 tombuulira bigambo bya mukazi oyo kuba nnabikoowa.