Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet
input_text
stringlengths
6
352
labels
stringlengths
5
327
Ennaku zino mpulira njagala nnyo [MASK] ebinyeebwa ebisiike.
Ennaku zino mpulira njagala nnyo okulya ebinyeebwa ebisiike.
Tugende [MASK] Makindye tulabe abayimbi n'abazannyi ba katemba abalungi.
Tugende e Makindye tulabe abayimbi n'abazannyi ba katemba abalungi.
Emmere etali nsiike ebeera nnungi [MASK] emibiri gyaffe kuba tebaamu butwa.
Emmere etali nsiike ebeera nnungi eri emibiri gyaffe kuba tebaamu butwa.
Abawala abalungi baagalwa [MASK] muntu [MASK] abasinga tebabeera na mpisa.
Abawala abalungi baagalwa buli muntu naye abasinga tebabeera na mpisa.
Wali obaddeko [MASK] n'owulira ng'[MASK] guli [MASK] ogukwetooloora?
Wali obaddeko awo n'owulira ng'omutwe guli nga ogukwetooloora?
Abayizi abatuula [MASK] maaso batera okuba [MASK] bategeera [MASK] ebibeera bisomesabwa.
Abayizi abatuula mu maaso batera okuba nga bategeera mangu ebibeera bisomesabwa.
Abagenda [MASK] [MASK] kalulu balina okweyisa [MASK] basobole [MASK] obululu.
Abagenda okuvuganya mu kalulu balina okweyisa obulungi basobole okufuna obululu.
Obadde okimanyi nti [MASK] ensangi zino si za buseere [MASK] [MASK]?
Obadde okimanyi nti emmotoka ensangi zino si za buseere nga edda?
Leero [MASK] agenda okkugulira ekyemisana n'ekyeggulo.
Leero nze agenda okkugulira ekyemisana n'ekyeggulo.
Omubaka w'[MASK] kino afuddeyo [MASK] [MASK] [MASK] basoma basobole [MASK] [MASK].
Omubaka w'ekitundu kino afuddeyo okulaba nga abaana basoma basobole okufuna emirimu.
Olunaku lwe twasanga omusezi [MASK] tuva [MASK] ndongo sirirwerabira [MASK] bwange bwonna.
Olunaku lwe twasanga omusezi nga tuva mu ndongo sirirwerabira obulamu bwange bwonna.
Taata w'[MASK] bange [MASK] zino adda kiro ate agenda tebunnakya.
Taata w'abaana bange ennaku zino adda kiro ate agenda tebunnakya.
Omusumba yabadde tannalinnya [MASK] kituuku [MASK] n'etandika okutonnya.
Omusumba yabadde tannalinnya ku kituuku enkuba n'etandika okutonnya.
Embaata kinyonyi [MASK] [MASK] tekirundika [MASK] kifo kifunda [MASK] [MASK].
Embaata kinyonyi kirungi naye tekirundika mu kifo kifunda nga wano.
Omuwala agenda okufumbirwa oteekwa [MASK] emikolo gino [MASK] [MASK] bwe buganda.
Omuwala agenda okufumbirwa oteekwa okutuukiriza emikolo gino nga obuwangwa bwe buganda.
Oteekwa [MASK] ennyo [MASK] lulimi lw'okozesa [MASK] banno [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] baana abato.
Oteekwa okufaayo ennyo ku lulimi lw'okozesa mu banno naddala nga oli mu baana abato.
Okulima ensangi zino tekukyalimu nnyo ssete [MASK] bwe [MASK] [MASK] [MASK] mirembe egyasooka.
Okulima ensangi zino tekukyalimu nnyo ssete nga bwe kyali edda mu mirembe egyasooka.
Obadde okimanyi nti ebitone [MASK] [MASK] akapiira birimu nnyo ssente?
Obadde okimanyi nti ebitone okugeza okuzannya akapiira birimu nnyo ssente?
Gendako [MASK] Kampala olabe [MASK] bwe batuuyana [MASK] ssente [MASK] n'emisana.
Gendako e Kampala olabe abantu bwe batuuyana okufuna ssente ekiro n'emisana.
Okusooka [MASK] muntu yali amanyi nti [MASK] oyo tazaala [MASK] [MASK] alina [MASK] basatu.
Okusooka buli muntu yali amanyi nti omusajja oyo tazaala naye kati alina abaana basatu.
[MASK] [MASK] ayogera [MASK] nsomesa mpulira [MASK] njagala kumukuba.
Nze omuntu ayogera nga nsomesa mpulira nga njagala kumukuba.
Abaana abasinga bazannyisa [MASK] kuba tebamanyi birungi bikulimu.
Abaana abasinga bazannyisa okusoma kuba tebamanyi birungi bikulimu.
[MASK] bwe balima obutiko [MASK] teweeyambisa bigimusa?
Omanyi bwe balima obutiko nga teweeyambisa bigimusa?
Omukazi asaanye ayagalwe nnyo kuba abonaabona nnyo [MASK] [MASK] lubuto.
Omukazi asaanye ayagalwe nnyo kuba abonaabona nnyo nga ali lubuto.
Obulogo kikolwa [MASK] nnyo era [MASK] ekivumirira kuba si [MASK] bwakatonda.
Obulogo kikolwa kibi nnyo era eddiini ekivumirira kuba si kya bwakatonda.
Lwaki teweenenya n'osenza omulokozi [MASK] [MASK] bwo?
Lwaki teweenenya n'osenza omulokozi mu bulamu bwo?
Muganda [MASK] ono azannya mizannyo ate [MASK] [MASK] musomesa.
Muganda wange ono azannya mizannyo ate nze ndi musomesa.
Omukyala [MASK] agambye ogende mwogeremu alekere [MASK] okutubuuza [MASK] ebingi.
Omukyala oli agambye ogende mwogeremu alekere awo okutubuuza ebibuuzo ebingi.
Lwaki [MASK] tetulinaawo kitabo ky'abagenyi mwe tulina [MASK] [MASK] tutuuse?
Lwaki wano tetulinaawo kitabo ky'abagenyi mwe tulina okuwandiika nga tutuuse?
Okusooka kwa byonna nnawulidde [MASK] nfa [MASK] bwe nnalabye [MASK].
Okusooka kwa byonna nnawulidde nga nfa ensonyi bwe nnalabye maama.
[MASK] kwagala mukazi yenna atali [MASK] nzikiriza yange kuba [MASK] takyagala.
Sisobola kwagala mukazi yenna atali wa nzikiriza yange kuba maama takyagala.
Ku lunaku lw'[MASK] [MASK] baali bangi nnyo [MASK] tolina w'oyisa kigere.
Ku lunaku lw'embaga abantu baali bangi nnyo nga tolina w'oyisa kigere.
Fumba [MASK] by'entula [MASK] ogattemu [MASK] obinywe.
Fumba ebikoola by'entula oluvannyuma ogattemu amazzi obinywe.
Ssenga waffe mukazi mukambwe [MASK] ate asonyiwa [MASK] nnyo.
Ssenga waffe mukazi mukambwe naye ate asonyiwa mangu nnyo.
Essimu z'[MASK] ziviiriddeko [MASK] bungi nnyo okusasika ensangi zino [MASK] bavubuka.
Essimu z'ekiro ziviiriddeko obufumbo bungi nnyo okusasika ensangi zino mu bavubuka.
Okuwasa amangu [MASK] nnyo wabula kikutwalira [MASK] okwezimba.
Okuwasa amangu kirungi nnyo wabula kikutwalira ebbanga okwezimba.
Omuntu [MASK] [MASK] akola eby'ekito owulira [MASK] akutabula n'oyagala okumukuba.
Omuntu omukulu nga akola eby'ekito owulira nga akutabula n'oyagala okumukuba.
[MASK] sirina ssente [MASK] ate siyinza kukemebwa kubba [MASK] [MASK] [MASK].
Nze sirina ssente naye ate siyinza kukemebwa kubba oba okumenya amateeka.
Ebiseera mwe nnatandikala [MASK] [MASK] twalina ssente ntono nnyo.
Ebiseera mwe nnatandikala okusoma ewaka twalina ssente ntono nnyo.
Mwenna musooke mufulume ono amalirize okwera [MASK] kino [MASK] bwe nnamugambye.
Mwenna musooke mufulume ono amalirize okwera ekibiina kino nga bwe nnamugambye.
Fuba nnyo [MASK] [MASK] okuza [MASK] bo [MASK] balina [MASK] kuba kibayamba.
Fuba nnyo okulaba nga okuza abaana bo nga balina empisa kuba kibayamba.
Olina okuba [MASK] wasomye nnyo [MASK] [MASK] [MASK] kino.
Olina okuba nga wasomye nnyo okusobola okuyita ekibuuzo kino.
Tugende [MASK] Ntwetwe tulabe [MASK] basezi abatambula emisana.
Tugende e Ntwetwe tulabe ku basezi abatambula emisana.
Genda [MASK] nnyumba olabe [MASK] [MASK] bakyatunula.
Genda mu nnyumba olabe oba abaana bakyatunula.
Yalafuubana nnyo [MASK] [MASK] [MASK] be basoma [MASK] [MASK] yagaana.
Yalafuubana nnyo okulaba nga abaana be basoma wadde omu yagaana.
Omugagga [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] omukyala gwe yalese [MASK] mmotoka amulengera.
Omugagga yatuuka okugula ettaka nga omukyala gwe yalese mu mmotoka amulengera.
Omukadde oyo muyonjo nnyo n'[MASK] abavubuka abato.
Omukadde oyo muyonjo nnyo n'okusinga abavubuka abato.
Gwe tunuulira ennyumba [MASK] bw'efaanana.
Gwe tunuulira ennyumba ye bw'efaanana.
Ekintu [MASK] okunnuma kwe kulaba [MASK] [MASK] tasiima kintu kimukoleddwa.
Ekintu ekisinga okunnuma kwe kulaba nga omuntu tasiima kintu kimukoleddwa.
Nfuniraayo emitwalo ataano [MASK] amabanja gagenda kunsibya.
Nfuniraayo emitwalo ataano naye amabanja gagenda kunsibya.
Omukulu ono yatugamba okufukiriza obucupa [MASK] [MASK] kimenya nnyo.
Omukulu ono yatugamba okufukiriza obucupa ebimera naye kimenya nnyo.
Essaawa zino [MASK] muntu mmusuubira okuba [MASK] yamalirizza [MASK].
Essaawa zino buli muntu mmusuubira okuba nga yamalirizza okwewandiisa.
Okubumba nagwo [MASK] mulimu [MASK] nnyo.
Okubumba nagwo kati mulimu mulungi nnyo.
Buli muganda tumusuubira [MASK] [MASK] alina [MASK].
Buli muganda tumusuubira okubeera nga alina ekika.
Ekintu [MASK] [MASK] kwe kuba [MASK] obadde olina [MASK] ky'okolako.
Ekintu ekisinga obukulu kwe kuba nga obadde olina ekintu ky'okolako.
Omulimu guno mukulu nnyo [MASK] [MASK] muntu [MASK] [MASK].
Omulimu guno mukulu nnyo eri buli muntu ali wano.
Enfunda eziwera [MASK] oyo twesanze [MASK] tumuzuulamu obuvuyo.
Enfunda eziwera omusajja oyo twesanze nga tumuzuulamu obuvuyo.
Omuyaga gw'ebyobufuzi oguliwo gugenda kuzingamya [MASK].
Omuyaga gw'ebyobufuzi oguliwo gugenda kuzingamya okuyimba.
Abayimbi [MASK] baali tebaatwalibwa [MASK] bantu baamugaso [MASK] [MASK] kyakyuka.
Abayimbi okusooka baali tebaatwalibwa nga bantu baamugaso naye kati kyakyuka.
Endowooza eyo yali nkyamu kuba omwana [MASK] teyalina buzibu.
Endowooza eyo yali nkyamu kuba omwana oli teyalina buzibu.
Mu kulaba okwange [MASK] nnali nteekeddwa okukwetondera.
Mu kulaba okwange nze nnali nteekeddwa okukwetondera.
Wabula nnina [MASK] kye neetaaga [MASK] [MASK] bwange.
Wabula nnina ekintu kye neetaaga mu bulamu bwange.
Endagiriro gye wawadde omwana [MASK] yabadde nkyamu nnyo.
Endagiriro gye wawadde omwana oli yabadde nkyamu nnyo.
Ekizimbe [MASK] [MASK] [MASK] abaakizimba baakiwa omulyango [MASK].
Ekizimbe kiri kinene naye abaakizimba baakiwa omulyango mutono.
Ne bwe nsirika era ontandika [MASK] ononyaako [MASK].
Ne bwe nsirika era ontandika nga ononyaako olutalo.
Omukyala oyo amaze [MASK] eriwera [MASK] anjogerera amafuukuule.
Omukyala oyo amaze ebbanga eriwera nga anjogerera amafuukuule.
Ebisinga mbitegedde [MASK] [MASK] olw'[MASK] lwe lunsumbuwa.
Ebisinga mbitegedde naye olulimi olw'okukozesa lwe lunsumbuwa.
Abasinga balowooza nti [MASK] asoma [MASK] aba tamanyi lungereza.
Abasinga balowooza nti omuntu asoma Oluganda aba tamanyi lungereza.
Emirundi giweze [MASK] [MASK] oyo takkiriza banne kweyagalira [MASK] ggwanga.
Emirundi giweze nga omukulu oyo takkiriza banne kweyagalira mu ggwanga.
Ebivvulu bye ebisukka [MASK] bikumi ebitaano byonna biwereddwa.
Ebivvulu bye ebisukka mu bikumi ebitaano byonna biwereddwa.
Nteraako [MASK] ntono nnyo kuba gye tuva tusoose kulya.
Nteraako emmere ntono nnyo kuba gye tuva tusoose kulya.
Omusirikale omulungi ateekwa okuba [MASK] alina [MASK] [MASK].
Omusirikale omulungi ateekwa okuba nga alina obusobozi okunoonyereza.
Naye lwaki abasomesa basasulwa [MASK] [MASK] ate [MASK] gulwayo?
Naye lwaki abasomesa basasulwa omusaala mutono ate ne gulwayo?
Ekiviiriddeko obubenje ensangi zino tekimanyiddwa [MASK] abakugu bakyanoonyereza.
Ekiviiriddeko obubenje ensangi zino tekimanyiddwa naye abakugu bakyanoonyereza.
Tewali musajja atayagala kukuba [MASK] mbaga kuba kiweesa nnyo [MASK].
Tewali musajja atayagala kukuba ku mbaga kuba kiweesa nnyo ekitiibwa.
Ku lwokutaano nkeera nnyo kubanga nkolera [MASK] ate banneetaaga [MASK] bwangu.
Ku lwokutaano nkeera nnyo kubanga nkolera wala ate banneetaaga mu bwangu.
Omuzimu gwakata muwalawe [MASK] [MASK] gw'ogera gye yali [MASK] ssente.
Omuzimu gwakata muwalawe omuto ne gw'ogera gye yali yatereka ssente.
Kirungi nnyo okulima ebikajjo [MASK] lutobazi kubanga bibeera bigonda [MASK].
Kirungi nnyo okulima ebikajjo mu lutobazi kubanga bibeera bigonda bulungi.
Omutwe gw'ekiwalaata gusaana okuteekebwako enkoofiira [MASK] lunaku.
Omutwe gw'ekiwalaata gusaana okuteekebwako enkoofiira buli lunaku.
[MASK] lwe nnakomawo [MASK] [MASK] bulaaya nnawulira [MASK] nninga azuukidde [MASK] bafu.
Nze lwe nnakomawo okuva e bulaaya nnawulira nga nninga azuukidde mu bafu.
Afubye okutuyigiriza [MASK] y'okukwatamu [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] sinnawasa.
Afubye okutuyigiriza engeri y'okukwatamu amaka wadde nga nze sinnawasa.
Ddayo ewammwe [MASK] sisobola mukyala atamanyi [MASK] okwoza akatambaala.
Ddayo ewammwe nze sisobola mukyala atamanyi wadde okwoza akatambaala.
Omulamuzi yabadde mutuufu nnyo okumukaliga [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] kkomera.
Omulamuzi yabadde mutuufu nnyo okumukaliga emyaka asatu nga ali mu kkomera.
Mpeereza [MASK] kitabo kyange [MASK] bye njagala [MASK] [MASK] sinnaba kwerabira.
Mpeereza ku kitabo kyange waliwo bye njagala okuwandiika nga sinnaba kwerabira.
Enjovu kisolo [MASK] nnyo lwakuba ate kirina akakira akatono.
Enjovu kisolo kinene nnyo lwakuba ate kirina akakira akatono.
Obufuzi obuzze bubaawo bubadde tebusikiriza bavubuka kwenyigira [MASK] bya kulonda.
Obufuzi obuzze bubaawo bubadde tebusikiriza bavubuka kwenyigira mu bya kulonda.
Omulambo gw'[MASK] gwasangiddwa [MASK] kiyumba ekikadde [MASK] guliko enkwagulo [MASK] bulago.
Omulambo gw'omuwala gwasangiddwa mu kiyumba ekikadde nga guliko enkwagulo mu bulago.
[MASK] nnyo [MASK] azza [MASK] [MASK] yeetonda ate n'awa obweyamo obutakiddamu.
Njagala nnyo omuntu azza omusango ne yeetonda ate n'awa obweyamo obutakiddamu.
Olowooza lwaki [MASK] abato tebaagala kugenda [MASK] masinzizo?
Olowooza lwaki abaana abato tebaagala kugenda ku masinzizo?
[MASK] kuba [MASK] [MASK] [MASK] anandeetera [MASK] bye nnamutumye.
Nja kuba musanyufu singa maama anandeetera ebintu bye nnamutumye.
Mukazi [MASK] yagaana [MASK] [MASK] mukene n'ebinyeebwa.
Mukazi wange yagaana okuddamu okulya mukene n'ebinyeebwa.
Tuula [MASK] nkubuulire [MASK] lwaki nnakugobye [MASK] mulimu.
Tuula wansi nkubuulire ensonga lwaki nnakugobye ku mulimu.
Abakazi abasalawo okugezza amabeere kibeera [MASK] nnyo.
Abakazi abasalawo okugezza amabeere kibeera kibi nnyo.
Buli muntu [MASK] Buganda ateekwa [MASK] [MASK] [MASK] [MASK].
Buli muntu mu Buganda ateekwa okuwa kabaka ekitiibwa ekisaanidde.
Ababba [MASK] [MASK] bakadde abateesobola basaana kuvunaanibwa era bakangavvulwe.
Ababba ettaka ku bakadde abateesobola basaana kuvunaanibwa era bakangavvulwe.
Taata bwe nnasomanga [MASK] yangulira [MASK] [MASK]
Taata bwe nnasomanga obulungi yangulira nga empale
Kati [MASK] [MASK] olumyufu [MASK] Kampala kintu [MASK] bbeeyi.
Kati okwambala olugoye olumyufu e Kampala kintu kya bbeeyi.
Osobola [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] [MASK] Masaka?
Osobola okutambula okuva wano okutuuka e Masaka?
Olubuto olutali lwetegekere luzza nnyo abafumbo [MASK].
Olubuto olutali lwetegekere luzza nnyo abafumbo emabega.
Ettaka lino liriko [MASK] era [MASK] zikyali [MASK] Kkooti [MASK] [MASK].
Ettaka lino liriko enkaayana era ensonga zikyali mu Kkooti okutuusa kati.
End of preview. Expand in Data Studio
README.md exists but content is empty.
Downloads last month
14