0 ebintu bizibu okimanyi maama wo omwana oyo yeetuze lwa bbaawe kuwasa mukyala mulala 1 tugenze mu kkanisa naye omubuulizi atulangidde okusaba ku nnaku enkulu zokka 2 bwolaba omuzeeyi nga akyattunka okunoonya ssente omanya nti teyateekerateekera bulungi bukadde bwe 3 omunnyo gwa leero nga gukaawa nnyo 4 oteekeddwa okutabula obulungi eddagala eryo nga tonnaliwa mwana oyo 5 abakyala bonna abasatu be nnina bakolagana bulungi era buli omu afaayo eri munne 6 omulenzi oli ye mutuufu okusikira omusajja ono 7 ekikajjo kimu ku birime ebirimu ssente ennaku zino 8 kika kya minvu ki ekisinga okukuwoomera 9 tombuulira bigambo bya mukazi oyo kuba nnabikoowa 10 bamukutte atoloka ne bakuma ssennenje wa mirundi ebiri 11 nze nnabadde ssaagala bakimanye nti mbeera wano 12 wabula ekirwadde kya ssenyiga kikaabizza nabantu abakulu amaziga 13 olaba nekitabo ekitukuvu kigamba nti ataakole nokulya talinga 14 oba lwaki amaaso gannuma nnyo 15 ate kati gwe olwo ogenda kukola otya 16 enzijanjaba yekinnansi eyedda yali nnungi okukira era ensangi zino 17 abaana abaliwo ebiseera bino tebafaayo ku nsoma yaabwe 18 olowooza nti ku magezi ne ssente ki ekisinga 19 ekirwadde kino kitadde nnyo abantu ku bunkenke 20 okuva ssentebe lwe yatwaliddwa mu mmotoka tanaddamu kulabika 21 omuyizi wange gwe nnaleese okusomera wano nga simulaba 22 omusomesa waffe eyali atusomesa olufalansa takyajja ku ssomero 23 mukasa abadde kya gye agende mu kibuga enkuba ntandika 24 kirungi okuwa abantu abakulu ekitiibwa 25 mukama waffe mutiitiizi atya nokusalawo kyova olaba nga tetugenda mu maaso 26 otera okulya ku bibala 27 omukyala oli yasooka kuggyamu ssente ze nga tannatwazika mmeeza 28 empuliziganya yo nabakozi mu kampuni yo kye kigireetera okukula oba okugwa 29 omusango gwe baamuvunaanye nti yaguzza emyaka kkumi emabega 30 nze sejjusa kugenda bweru kukola kuba buli kye nayitamu katonda yali yakimpandiikako dda okukiyitamu 31 omusajja tabalirwa nzaalo 32 ekyuma kya kasooli kikutte omuliro 33 njagala nnyo okulya ewa nnamwandu kuba amanyi okuyonja obulungi akafo ke 34 nga leero tonzuukusizza 35 bwoba oyagala omwana abeere mukwano gwo tomukuba 36 yazirika oluvannyuma lwokumugamba nti omwami we yawasa dda namba bbiri 37 owulira otya nga bagamba nti omwana oyo wo 38 buli muntu afuba nnyo okukola abeereko obulungi mu nsi eno 39 mu buli mbeera yonna omuntu asaanye akozese obwongo bwe 40 enkoko ensiike empoomera nnyo naddala nga tekuli ssupu 41 ani amanyi okutontoma ku mmwe abali wano 42 okumalako ensangi zino olina okuba mukujjukujju 43 wano wa muleese omulwadde wammwe tewaliiwo ddagala 44 bwe kakutanda ne nsanga omulenzi oyo ewaka onguddeko 45 nalumiddwa nnyo okusanga ente yange evaamu amata amangi nga efudde 46 obusuuka buno nabwo mubwoze 47 nina okusiga ensimbi zange zonna nsobole okufuna ezisingawo 48 abaana abawala batuula bokka ku luuyi olumu nabalenzi ku lwabwe 49 ekigambo kirina kubeera ssuubi so si ssuubi 50 yasanze omusota mu kaabuyonjo 51 olowooza okubeera nemmotoka kwe kubeera omugagga 52 omukazi eyeebikkirira aweebwa nnyo ekitiibwa mu bantu okusinga ateebikkirira 53 abantu abataasoma nabo bamanyi ebyobuwangwa 54 okulunda enjuki kusobola okkukolera ssente oba okufuuka bizinesi yo 55 banzigyeko essimu nga nvuga emmotoka nneme kutegeera ku kumbikira kwa taata 56 byonna tuba twetaaga okubimanya kubanga tubeera nekigendererwa 57 nakuloose ekiro nga tutudde wali wansi womuti gwomuyembe 58 katikkiro mwagala nnyo kuba atukubiriza buli kadde okubeera abakozi ennyo 59 nnamulaba ngagoba loole 60 lwaki mu ku ba abaana ababeera boogera olulimi oluganda 61 lwaki entebe za munno zonna nzirugavu 62 omuvubuka oyo mukozi nnyo 63 omusajja yakozesa akalango ako oba yabadde ku ki 64 okimanyi nti ebintu bye wampimira omulundi oguwedde tebyawera 65 abantu boludda lwa mukyala wange banjagala nnyo 66 ku nkoko zange olukumi ababbi bandekeddewo kikumi kyokka 67 nze ku lwange ndowooza nti tuli wano kuyiga 68 omuwanguzi wempaka zino alina okuba nga ataddemu nnyo amaanyi 69 bwoba wakwekebeza ndwadde yobukaba nga oli mufumbo genda ne mukyala wo 70 ani yatwala gomesi yange gye mbadde nsuubira okwambala enkya 71 bwoba tolina bigambo bituufu bya kukozesa mu bantu sirikanga busirisi 72 muwogo era atawanyizibwa ebisolo ebimutakula okumulya 73 enjovu kisolo kinene nnyo lwakuba ate kirina akakira akatono 74 mukwano gwange yagenda mu bifo byabasawo be kinnansi okwetegereza engeri gye bajjanjaba mu 75 ate era si kulima kwokka nokulunda nakwo kugasa mu nfuna yomuntu okuyimirizaawo abantu be 76 omuntu aggyayo ekiso ne mbi nga gulira muntu munne nga tatiddeemu kumulesa bantu 77 olaba akawuka ka korona katagaza amawanga gano ga nagwa dda ate olwo gano agafu 78 ebitundu ebisinga obulungi mu nnunda ye njuki bye bwe ebitafuna nnyo nkuba 79 akabenje akaagudde mu kifo kiri wakategeddeko 80 omwana oyo obuwanguzi bwe abujje mu kwesiga mukama katonda 81 kizibwe wange namugamba si kirungi kwewola ssente nga tolina mwogenda kuziteeka 82 ezo zonna nkiwa zaali nteekateeka za mukama 83 okirizibwa okutuuka mu kifo kino singa obeera mukozi 84 amafuta agawunya wano olowooza gavudde wa 85 ente yange ebadde esinga okumpa amata eridde akaveera 86 okuyita kwa naluwuge kuva ku kusoma nnyo bitabo 87 omukyala oli agambye ogende mwogeremu alekere awo okutubuuza ebibuuzo bingi 88 obudde bunaatera okuziba 89 omusajja abadde atambula nayasimula ababadde bamwetoolodde bonna badduse emisinde 90 katonda asaasidde abekenya omulwadde waabwe owa corona atandise okuwona 91 akawala ako kakwano kange naye kalimba nnyo mu mbwogisaako 92 okumanya kwange okutono kundaga nti obugagga bantu 93 teweefuula nti gwe asinga obugezi mu kizimbe kino kyonna 94 nabadde nkukubira essimu kkutegeeza nti ngenda bweru ekiro kya leero 95 owange okimanyi nti emikolo gyokwanjula gyennaku zino gya kweraga bweraze 96 tosaanye kupapa kubanga okyalina obudde bungi nnyo 97 kati omuntu yenna alina ssenyiga ateeberezebwa okuba ne corona 98 obadde ogenda kukola ki 99 omuwala oyo ayambala bulungi naye alemeddwa okufumbirwa 100 mwenna musooke mufulume ono amalirize okwera ekibiina kino nga bwe namugambye 101 amaduuka gaggalawo mangu 102 mu nzijanjaba kinnansi obusawo bwagobereranga muntu abaana abazzukulu 103 omuliro ogwakutte ennyumba ezineetoolodde gwa ayigirizza nno 104 yawadde mukyala we ekirabo ku lunaku lwamazaalibwa ge 105 obadde okola mulimu ki 106 nga abakazi bwe baagala okubayambako ewaka nabasajja mubayambeko mu kuyingiza 107 obadde okimanyi nti ye gwe muntu gwe nsinga kwegomba 108 obadde olowooza ani agenda okkukolera emirimu gyo 109 omuyembe ogwo guwooma nnyo 110 oba lwaki buli ddagala lyo musujja liba likaawa nnyo 111 mbuzi ezitunga engatto ngumu nnyo okusinga ezitunga ebitambaala 112 nnalowoozaako nti oba bankyusiza abaana mu ddwaliro anti bonna baddugavu ate ffe nga tuli beeru 113 omuvubuka owekiwago abadde atambula ngagazuwa akubiddwa amasasi 114 ensowera esaasaanya endwadde 115 tewali buwanguzi awatali kusooka kulemererwa 116 abasaabaze abataagala kusasula bakumalako emirembe 117 abayizi bange bonna tebamanyi lungereza 118 ekibadde wano kibadde kibi nnyo 119 mwe yawulira ekivuze yatya nnyo nakacupa akaamuli mu ngalo ne kagwa 120 olunaku lwembaga yaffe lutuuse 121 olugambo abakyala baalufuula mulimu 122 enzikiriza yange tekkiriza bakazi basukka basatu 123 obadde nno ogezezaako okufaayo okusoma emboozi eziri ku lupapula 124 ku bawala abo ababiri abajja olowooza ani asingako obulungi 125 buli lwogama embuzi mu kiseera ekituufu oba otangira obulwadde obwandizirumbye 126 omusawo abadde akola ki 127 oba abaana ba wano balaze wa 128 engoye zonna ze yabadde ayanise eggulo baazibbye 129 ensi wetuuse eweddemu ensa olaba oyo omusajja omukakkamu yatandika obubbi 130 buli kawungeezi tugenda ku kiyungu okufuna amazzi gokunywa 131 ensi erabika etuuse ku nkomerero kuba ebitusomooza mu bulamu biweze 132 yiika yettaka esobola okugendako ebikolo bya muwogo ebiri wakati wakasanvu nomutwalo 133 okimanyi nti abasomesa ku masimu gaabwe kubeerako emitwalo gya ssente 134 si kya bbeeyi nnyo okutandika okulunda embuzi 135 essimu yange yagudde mu mazzi kati tekyakola 136 okufuna obuwunga bwa muwogo olina kuba nga omwanise akabanga navaamu amazzi gonna aga mulimu 137 tandika okusima ebinnya 138 nali mwagala nnyo naye nga teyeefiirayo 139 obukondi bwababbi bubeera bungi mu biseera nga tugenda okulonda 140 ennaku zino ensi yaffe yakwegendereza nnyo kuba ekiwambabantu kisusse 141 entimbe zotadde mu maddirisa zirabisizza bulungi ennyumba 142 omulimu guno mukulu nnyo eri buli muntu ali wano 143 oluganda lumu ku nnimi ezisinga obugagga mu uganda 144 ensi ekyakula eberamu obuvuyo mu bukulembeze bwayo 145 embeera etuuse ku ggwanga lino mbadde sigirabangako 146 omuwandiisi omulungi alina kubeera na bitendo ki 147 mulimu ki gwobadde okola ku kyeyo 148 abafumbo abaalwana luli wabalaba 149 eddagala lye baamuwa lyali terisobola kumuwonya musujja 150 nze sijjukira na kujjukira we twakoma nga twogera 151 abaserikale baatubuuzizza empapula ezitukkiriza okutambuza ebisolo 152 enzikiriza zonna ezitali ya busiraamu tezikkiriza musajja kuwasa mukazi asukka omu 153 wadde nga twagala nnyo amasanyu naye obulamu tubufeeko 154 amaziga gamuyiseemu nga bamubikidde muganda we abadde abeera ebweru 155 ebintu ebisinga mu nsi nga eno eyaffe tuyiga biyige 156 ennaku zino nabattikiddwa e makerere bavuga booda booda 157 baatugamba nti bwokuula eri nnyo emmese ekuwa ssente 158 ssaabaddena ssente zimala 159 kino ekitundu kuva dda kimanyiddwa ku kulima ennyaanya 160 eyabadde abbye omwana baamaze ne bamukwata 161 ssente yonna eyokwewola si nnungi kuba ezaala obuzibu mu kugizzaayo 162 abantu essaawa ze beesiba nnyingi naye nga ncupule 163 mbadde sirabangako mbuzi nnene nga eyo etundibwa emitwalo mukaaga 164 okimanyi nti kati embeera yobudde etaataaganya nnyo abalimi 165 bwosukka wano omanya nti sigenda kukusasula ssente zo 166 ebintu bye tubadde tusuubira okufuna tetubifunye 167 tulina okuyambawo bonna abali mu buzibu 168 ddi lwe twatuula kuba nze sijjukira 169 abayizi bano bateekeddwa okweyisiza obulungi ku bannaabwe 170 omusomesa akubiriza ennyo abaana ku ssomero bamukyawa 171 ova mu kibuga kyaffe omwezi gumu gwokka osanga kikyuse nnyo 172 ebiseera bino bya bwerinde mu nsi yonna 173 ekyo kye wakoze nabadde sikikusuubirizaamu munnange 174 oteekeddwa okuwuliriza bantu abakulu nga boogera 175 obadde okimanyi nti mu ndwadde ezikwata omuntu olwo obukyafu mulimu ekiddukano 176 nkyanoonya ensonga lwaki mukyala wange asinga kuba na mikwano gyabaana bato 177 wamannyabo kyokoze kye kiragirwa okunaaba engalo nga tonnakwata omwana eyakazaalibwa 178 funayo abalenzi bakusitulireko entamu zemmere zino 179 mukwano gwange yali mugezi nnyo era kyampalirizanga okumwebuuzaako 180 amazzi ago tegalimu birungo byetaagisa mu mubiri 181 nabbosa aba yeddira ndiga mu bika bya baganda 182 obukugu bwa tekinologiya butuyambye okutondawo ebika bya muwogo ebitakwatibwa mangu bulwadde 183 tumenyereyo ebintu ebyenkizo byolina ku bantu abalala 184 ssaagala kulaba mwana oyo nga akaaba 185 pikipiki zemipiira esatu ziyambye nnyo mu kutambuza ebyamaguzi 186 we kati ekyo kyakuyigiriza ki 187 abakazi abasalawo okugezza amabeere kibeera kibi nnyo 188 olusuku olwo luvaamu amatooke amanene ate nga ganyirira 189 si kirungi mukyala kwekuba kalifuuwa kuba aba asikiriza abasajja okumulaba 190 faayo nnyo okulaba nga abantu bakulembera bakwenyumirizaamu 191 abatuuze basattira omwana essomero okusaddaakibwa 192 ekifo ekisinga obukulu mu kibuga okimanyi 193 ekibadde kimuleetera omusujja omusawo budde 194 katonda yamuwa ekitone kyokuzina naye yagaana kikozesa okubaako kyatuukako 195 ekirwadde kirudde ebbanga nga kitubala emibiri zi 196 bbanka zandikendeezezza ku magoba ge ziteeka ku looni 197 ako akantu kannyumidde nnyo bambi 198 faayo munaana nsigo si lingi lukumi 199 ate era omukyala yenna omuzito tasaanye kukola mirimu minene 200 osaana oyige bwe bakola ssente olwo oyige engeri gye bazitereka 201 lwaki ogenda mu kibuga 202 lwaki toyagala kwambala ssaati enjeru 203 obwenzi obungi ennyo ensangi zino buvudde ku bazadde kusala bintu ku buko 204 teesa buteesa nga toyomba 205 tusaba omukama katonda atukwatirwe ekisa 206 obwedda alinda obubaka ku ssimu alyoke atambule kyokka ngessimu ye yazikidde dda 207 womma kituufu embwa bwekuluma otandokugwogola 208 omwana azannye akazannyo ko ku ssimu nakawangula 209 munne abalwadde bakusobera bwamala okuwona tayagala kusasula 210 abaleeta omwana eyali yazaalibwa omugenzi ebbali baali bakambwe 211 mu butuufu omubbi kibadde kimugwanira okusibwa emyaka gye gyonna gyasigaza ku nsi 212 nja kusooka kujja nkulabe 213 enkolagana wakati wa basawo abekinnansi nabazungu eri nti bonna basooka kutendekebwa 214 kyova olaba katemba wo oyo yantama emyaka mwenda gyomuzannyidde omufunyeemu ki 215 edda nga tukyali bato baatugaananga okutuula ku masiga 216 ekibumba kye kitundu ekisinga omugaso mu mubiri gwomuntu 217 ekikongoliro kisobola okkukuula erinnyo singa oba okirumye 218 mu kulunda embuzi kikulu nnyo okumanya ekika kyogenda okulunda 219 mugambye nga mpakkanya nti omwana tannawoza myezi mukaaga taweebwa mmere 220 ani mukyala womukulembeze weggwanga 221 sivumirira ddagala lya kinnansi naye eddagala lyabwe erinywebwa lyonoona nnyo ekibumba 222 abakazi nno ennaku zino nga beefunyiridde emirimu egyaali egya basajja 223 ani asobola okutuwandiikira erinnya lye ku lubaawo 224 bwolima ddoodo tewejjusa kuba kasita amera onoga bunozi okutuusa lwolikoowa 225 omuddo ogumu mu nnimiro gukola nga enva 226 mbadde nkuleetedde ebintu bingiko naye babikwatidde ku kisaawe 227 abadde yeebuuza ekikaabya omwana naye akizudde nga omwana alumizibwa mu kutu 228 abantu bonna bano balabika nga bayala nnyo 229 oteekwa okuba nga okoze bulungi okuweebwa ekifo wano 230 olubuto lwa nnyoola nga mizze eddagala nga siridde 231 mpulira nga neesunze ennyumba empya gye tugenda okuzimba 232 abalenzi abo bambala bulungi nga bagenda mu wooteeri ennungi 233 olunaku lwo olwasooka ku ssomero lino lwali lutya 234 amasannyalaze gayise mu laadiyo yange kati tekyayogera 235 essanyu limbugaanye nga mpulidde obubaka ku ssimu nga ndowooza nfunye ssente 236 nze mbadde njogera ku ssimu 237 ekisuubizo kye weeyama okakasa wakituukirizza 238 okufa kwayitirira ne bwe weesibira mu nnyumba okuli ekikomera ekiwanvu era kukusangayo 239 lwaki abantu abasinga beeyisa bulungi nga bali mu kisiibo 240 oba lwaki abantu abatalina ate be basinga okugula ebyebbeeyi 241 ppitira ku musajja oyo atunda ebinyeebwa anguzeeko kko 242 baleese byokuzanyisa byabaana ku ssomero kata abaana bagaane okudda ewaka 243 obutunda bwange bwonna bukaze 244 endiisa yembuzi ennungi ye zireetera okulabika nokuba obulungi 245 ebyo byonna ebintu muleese bya ki 246 otunula ngomulwadde 247 omutamiivu abeera nga eyeebase naye nga ategeera bulungi nnyo 248 ayina emiti gyemiyembe ebitooke nemicungwa egisoba mu lukumi 249 ka nsuubire mwakunyidde buli omu ateekeddwa okujja mu lukiiko luno 250 ani yakyusa empapula zange nazijja we nnazireka 251 ennaku kati ziweze kkumi na ttaano okuva lwe baggala amasomero 252 abantu abagagga tebagwa nnyo mu mukwano na kintu kyonna akyeggyako wonna wa kyagala 253 guno omulimu tujja asobola okukola 254 omuvubuka yenna alina ebirooto ebirungi abeera wa mulembe nnyo 255 enjala ebadde egenda kututta 256 empale eno nagigula ssente nnyingi nnyo 257 abamu abatunda ebyokulya okukuba tebali ka kkooti ne kugwako nswera 258 akaveera ke yaguze kabage ka bwereere nnyo 259 sabiriza kikola nnyo mubaamu naddala abato 260 naye lwaki abasomesa basasula omusaala mutono ate ne gulwayo 261 yaleeta bintu bitono nnyo ne tumumma omukazi 262 ensomesa eno si nnungi nnyo eri abayizi abamu 263 mulekere awo okuwoggana kubanga muli bantu bakulu ekimala 264 taata wange alina ssente nnyingi 265 ekisinga obukulu nti naawe osomye era obitegedde 266 ekiseera kino abantu mu byalo bali mu nnimiro 267 musobola okulya emmere eyo yonna ne mugimalawo 268 mukyala wange yeewuunyizza ebyo bye namugambye eggulo era akedde kubimbuuza 269 okuteeka olukomera ku mbuzi zo we ziri kiyamba nnyo obutaliibwa bisolo bye mabbali 270 omukubi webyuma mu kwanjula yabadde amanyi okwogeza obulungi ebyuma bye 271 ekizimbe kino wakizimbira ssente mmeka 272 sisobola kukkiriza mwana wange kwebaka nga talidde 273 wali olinnyeeko ku nnyonyi bukyanga ozaalibwa 274 twayombaganye ne mukyala wange nga entabwe eva kukulwawo kujjula mmere 275 genda olabe oba omukyala gwe nnakutumye akomyewo 276 omwana oyo alina empisa 277 abaana baatolose ku ssomero nga asikaali yeebase 278 buli yeesimbyewo ayimirireko tumulabe 279 obadde okimanyi nti omwezi ogwokubiri guva ennaku abiri mu mwenda oluvannyuma lwe myaka ena 280 mu bintu ebireetera omuntu obulabe mwe muli ensiri eziruma na nti zimuleetera obulwadde 281 kuba buto nga nnyumirwa nnyo okulunda obumyu 282 bu wooteeri obumu olina kwetuukira awatundirwa ebyokulya okusobola okukola kwa mangu 283 abagoberezi ba krisito bakedde mu masinzizo olwaleero 284 amazzi amafumbe gawonya ennyonte okusinga agatali amafumbe 285 mwana ki asinga obwesigwa mu baana bo 286 lwaki nkubuuza ebibuuzo nga toyagala kuddamu 287 ekimeeza kino kirungi nnyo 288 lwaki abantu abasinga baagala nnyo okugenda olwoke 289 omufaayisa guno mulungi ya okwebakako 290 akatogwamizi ebintu bye tunaaba mu kyalo 291 funayo waakiri ekipapula ekikwogerako 292 enkola okutta obulamu abayizi nabasomesa nagisiima 293 obulwadde bwa sukaali buluma nnyo okukira epatitsb 294 abaana abasinga balemwa okukula obulungi olwensonga nti baakulusanyizibwa 295 entandikwa ya buli kimu si ssente wabula mutwe gwo 296 abasajja abasinga obungi baagala abakyala abasukka mu omu 297 eggulo olubuto lwannumye nnyo ekiro 298 omunnyo guyitiridde mu nva 299 oteekeddwa okukimanya nti amaanyi gali mu mikono gyo 300 okusookera ddala neebaza ne si kwebaza omulungamya wange olwokumpa obudde nokutegeza mu bye mpandiise 301 buli lwolemera ku kintu kyoyagala omala nokiggyamu ekiramu 302 kirungi oyogere nga ddala omanyi bulungi kyogenda okwogerako 303 okulya amawolu buli lunaku kyaleetera omwana wa mulirwana okugejja olubuto 304 njagala nkwambazi kali akasaati kuba kalungi 305 mukwano gwange agenda nkunyumiza ekika kyomukazi gwayagala okuwasa nga mu butuufu tannazaalibwa 306 lwaki wano tetulinaawo kitabo kyabagenyi mwe tulina okuwandiika nga tutuuse 307 mu kavuvungano konna akabaddewo teri ayogedde ku ngeri abatalina waabwe gye banaayambibwamu 308 okimanyi giweze emyaka musanvu bukyanga tuva ku yunivasite 309 baamusibye okumala emyaka mukaaga lwa kubba nte za taata we 310 omwana bwe yabuuzibwa maama we ku kyokwoza kaabuyonjo yaddamu nti takirinaamu buzibu 311 ndabyeko amaka agabadde amalungi nga gali ku musaala bwe gatandika okusabiriza 312 tufudde omuntu omukulu abadde alingiza omukyala anaabira mu kinaabiro 313 naye okimanyi nti ensibuko yakawuka ka corona ekyatankanibwa na kati 314 mu ndwadde ezisinga okutawaanya muwogo mwe muli mu saicenerot 315 ntuuse ku nnyumba gye yansindikra mu kifaananyi nti yange nga mulimu abagirimu 316 ekkovu lirabika nga lyayise wano 317 ekyo kyali kirungi nnyo era nakisiima nnyo 318 omuyizi eyagwa mu kidiba ekiwugirwamu bazadde be basabye essomero libaliyirire 319 oluvannyuma lwokugoba maama wa baana bange ensi yanfundirira 320 mugire tutunuulire ebintu bino tubeeko kye tubyogerako 321 olunaku luyinza okukya ku makya nga gwe nannyini wano 322 amawulire agabadde ku laadiyo gawulirizza 323 ebivvulu bye ebisukka mu bikumi ebitaano byonna biwereddwa 324 omwana alinnye omuti gwa ffene navaayo nagwa 325 teriiyo kintu kibi nga kusanga nga omulenzi gwobadde ogenda okwanjula omulinako oluganda 326 mubeere bayiiya nnyo okuva mu kukozesebwa kuba tekugaggawaza 327 amabaati gennyumba eyo galabika bulungi 328 amasigo okwatuziddwa entamu erimu emiwumbo gyemmere omusanvu gaguddemu 329 olina abaana bameka 330 omwezi bwe gwakuba ekoona olwo mba nsigalidde kulya capati na bijanjaalo 331 omutima gwange gwonna nnagukuwa 332 lwaki abantu bakyusizza obuufu ne bava ku kulima muwogo ne badda ku birime ebirala 333 ono ye bamungamba nti tasosola mu mawanga 334 mu ndabirira ya muwogo olina okukoola mu wiiki ssatu oba nnya oluvannyuma lwokumusimba 335 abakazi baalwanaganye lwomu ku bakyala okwagala omusajja oli gwe yayagala ko 336 obutabo obuyigiriza abantu okukozesa ebintu ebiguliddwa buteekebwe mu nnimi ennansi 337 namala mu ddwaliro emyezi ebiri nga nzijanjaba lubuto lwa butafaayo kumanya bye nnywa 338 endabirwamu yange yagudde nga ngiggya ku kisenge 339 okimanyi nti emiziro egimu mu ggwanga giri wa 340 olunaku lwe wava wano twali tumanyi gwe atutte ekitabo 341 mutabani we asomera makerere 342 mbayiraamu mu ssente ezo olabe oba ziwera 343 effujjo eryakolebwa abayizi ba yunivaasite mu misinde terikkirizibwa 344 ekyama kiri mu kwagalana okukolera awamu 345 tosoba kuwuliriza nsonga za mwami oyo nga omukyala tannakuwa ndowooza ye 346 nsuubiza munnange nti tolindekawo ne bwe nnaaba njavuwadde 347 tosirikira mize nga ogirabye mu bantu wandiba oyina bwosobola okutaasa 348 abasawo bekinansi bassa eddagala lyabwe mu macupa 349 yitira wano tugende ffenna 350 abapangisa ennaku zino tebalina ssente 351 ate nno oba okyatadde essimu ne baleeta akuuma akateekako essimu omuliro 352 omukazi oyo atuukidde mu kitiibwa kya maanyi nnyo 353 weewale nga emikwano emibi 354 teekawo emikono ebiri osobole okulembeka ebinyebwa eriwera 355 kyokka abasawo abajja ku mulimu nga batamidde bakusobera 356 omulwadde yenna asanga obuzibu bwakozesezza eddagala mu ngeri etaamugambibwa 357 ku lwomukaaga ngenda mu kyalo 358 olwokwagala okubuzaabuza mukama we kye yava ayimirira omulundi gumu 359 amazaalibwa go gabeerawo mu mwezi ki 360 ani yaleese ekimuli kino 361 nze nnina ekirooto kinene era luliba olwo ne kituukirira 362 okimanyi nti buno obugulumo bwe bateeka mu makubo nabwo bwonoona emmotoka 363 omusango gwe yawaaba mu kkooti na tegunnasalwa 364 ekikolo kya muwogo kino kiriko muwogo mungi 365 ndi musanyufu nnyo olwomwana wange okutandika okusoma 366 nja kusaba ontegezeeko singa oyagala obuyambi bwange 367 abavubuka balina okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina amaanyi 368 okusooka buli muntu yali amanyi nti omusajja oyo tazaala naye kati alina abaana basatu 369 abomukwano abaali ababiri ku ssomero lyaffe kati tebakyakolagana 370 tukoze tutya okukendeeza ku baana nabakyala abafiira mu ssanya 371 weegomba omuntu alya akawunga bulijjo 372 abateesa ku biteeso ebyo si birungi nnyo 373 omukwano gwennaku zino gwa kuvujjirira ssente 374 obusaanyi bwalya ebikoola byonna 375 obudde buno sisuubira muntu kubeera nga yeebase 376 ani ateekeddwa okukola omulimu guno 377 ebintu bino yabisoma era abimanyi nnyo 378 mwana gwe togenda mu ttooyi za basomesa 379 onokomawo budde ki okundabako 380 omulundi gwe nnasooka okujja wano nnasooka kubula 381 gamba taata atuleetereyo ku munnyo nga akomawo 382 abasajja abatagendako safaali bamenya 383 akalowooza akatono nga kabi ku kintu kayinza okukulemesa okukikola ne bwoba wa kukifunamu 384 gwe bangatta naye mu kkanisa yansulawo mu myezi ebiri 385 mukadde wange musaasanyirizaako ssente nnyingi mu bulwadde 386 kano ekito ekirungi bannange ekinyuma okusitula 387 waliwo ekintu ekinnumya omutwe ennaku zino 388 eddagala kitegeeza ekintu ekinywebwa oba ekiriibwa nga kigendereddwamu kulongoosa bulamu bwomuntu oba ekisolo 389 leero ogenda kwambala lugoye ki nga ojja 390 engeri omwana omuwere gye yabadde kanya kumuyonsa 391 obuvune obwa maanyi bwetaaga amagezi nobukugu womusawo wekinansi okuzuula kwe buva 392 maama wange omuto yagudde mu batemu katono bamutte 393 olowooza abasajja okuzaala embwa ebyo kirina obuzibu 394 okulemererwa okugenda e bulaaya kyannuma nnyo kuba nali neesunze nnyonyi 395 omuntu gwe nali simanyi ye yantaasa kyokka nga be mmanyi tebanfuddeeko 396 essomero lintamye lwa abaana abo kuntulugunya 397 omukazi alimye okumala emyaka etaano abeera atunulanga bwataano 398 kyewuunyisa okusasula akadde kensimbi ku ssomero ate ne bakusaba nobusawo bwa ssementi butaano 399 abantu bokuwasa bwe bambula nga mpasa oyo 400 abalimi balina okufaayo ennyo ku birime byabwe 401 ssentebe yagumizza abantu nti bagume kino si kye kirwadde ekisoose okubalukawo 402 nze nnalwawo okumanya nti omukulembeze oyo teyasoma 403 omuntu yenna ayagala okuva mu bwavu asobola okulima muwogo nafunamu ensimbi 404 waliwo essuubi nti abantu abamu ku baakwatibwa ekirwadde kya corona bagenda kusuuka 405 omusuubuzi oyo mugagga nnyo 406 naleeta akasowaani katono ku ssomero emmere gye bampa te mmala 407 olina kukola masomo ga ssaayansi ezo okusobola okufuuka omusawo 408 mu kusooka nali mmanyi nti buli gwe basiba abeera nomusango 409 omulunzi wenjuki era yatugambye nti nga banaawakula basooka kunyookeza enjuki ezimu ne zifuluma 410 omusuubuzi alina ssente nnyingi 411 gwe waakalaba abantu bameka abalya ebibala ebyo 412 teri mukulembeze ayagala kugabana buyinza na mulala 413 emyaka ebiri gye namala ku kyeeyo mu buwalabu gyangigiriza okukola ennyo 414 gwe olowooza nze nnabadde ssaagala kuwasa mukazi oli 415 olukwe oluyitiddwamu okumuggya mu ntebe lubadde luzibu nnyo 416 kuba liri abo ani asinga okukola mu kibiina 417 osobola okumpandiikira ekintu kyonna kyoyagala nze ne ngikuwa 418 enyambala yabayimbi abamu ennaku zino esaana okuwerebwa 419 baamukuba embooko nnyingi nnyo era ne zimuviirako okufa 420 si kirungi kusimba muwogo mu bifo ebirimu omujjuzo gwa mazzi 421 lwaki wasalawo okusoma obusawo notasoma busomesa nga nze 422 ku lunaku lwabakyala onaabaawo oba tobeewo 423 mukwano gwange yangambye nti abaana ba abaavu bayina omukwano mungi eri bakadde baabwe 424 olowooza ssente mmeka ezigula sanduuku ennungi 425 okusomesa nakuvaamu oluvannyuma lwobutansasula musaala gwange gwe nali nkoledde 426 wonna wosaze okulundira embuzi bo walina okuba nga entambula yaawo nnyangu 427 wali abalala batunula butunuzi 428 engatto ye canvaasi yesinga okunyumira ku mpale eno 429 mpaayo amanya waakiri ataano agabakulembeze mu kitundu kino 430 ekiwato kyo mu mbi oli kigonda nnyo kyoba olaba nga azina nnyo 431 omukulu essomero gwe baakakyusa okudda mu lino mukambwe nnyo 432 lwaki akatabo ako toyagala kukasoma 433 buli maka gasaanye gasimbenga eddagala okusobola okwejjanjaba 434 nze mbadde nsuubira nti ofunyeeyo ku kirowoozo ekirala 435 okumanyagana kwetaagisa okusobola okutaasa abooluganda okwezaalamu 436 naye ddala mu kutya katonda amagezi mwe gasookera 437 temusaanidde kutwalira mateeka mu ngalo bwe muto 438 abalungi ndabye bangi naye mpulira si baagala 439 sitera kwesiga bantu naye gwe nkwesiga ekigenze ewala 440 gavumenti ekubiriza nnyo abantu okwera ne ebyobulimi 441 bwofuna omuzinga nogusiba ku muti enjuki zijja kugujjamu era otandikire awo okulonda 442 omukazi oyo aweereza bulungi pulogulaamu eyo 443 siyinza kugenda waka nga sitwalidde maama wange ttooke 444 taata wange yasongera kojja wange gyatereka obuwangwa bwe nsolo zatta 445 obuyonjo bwetaagisa nnyo mu kiseera nga kino 446 obwedda alabiriza muliraanwa ayingire mu nnyumba olwo alyoke abbe engoye ku waya 447 omusajja yasimba emiyembe yiika nga kikumi era sizoni bwetuuka ayoola ensimbi 448 abavunaanyizibwa ku bisolo bagaanye okuwuliriza omulanga gwaffe 449 atalina maanyi okimanyi nti tagwa ddalu 450 kabaka wa buganda yalondeddwa okubeera omusaale mu kulwanyisa mukenenya 451 neewuunya ensi yaffe okuba nga abantu tebakyakola naye oli naayongeza ebbeeyi ebintu 452 mpiriraako kwayo we njala bambi ansale ku njala 453 ondeeterayo omubisi gwenjuki 454 abayimbi abasinga entuntu mu beebo abayimba ku mukwano 455 yali tasaana kugoba mukazi oyo kuba baali bavudde wano 456 bwoba wakukulaakulana kikwetaagisa okutereka ensimbi okusobola okuzisiga 457 ssemaka bamukutte lubona nga abba emmere ya mutuuze munne 458 ekibalwa kino kiwooma nnyo era nze ndowooza nti tukigule 459 enkuba ekedde okutonnya etaataaganyizza entambula yange 460 omukubiriza wolukiiko olwo abadde ne kyekubiira 461 sirina nnyo buzibu bwe nnafuna nga ndi lubuto 462 bwe nnamugamba tetuzaala bangi nali mu okukitegeera 463 ekikulu kiri nti buli muntu alina obuyinza kwesalirawo 464 ebitundu ebimu tebinnafuna kawunga ka gavumenti 465 omusajja eyabadde andeetako yankoledde ekisa kingi nnyo 466 akanyonyi kayingidde mu kibiina nga tusoma 467 tugenda kusimba bumonde buzungu 468 bwe nzijukira ebiwanuuzibwa ku mumpembe yasalangako abantu banne emimwa bineewuunyisa 469 gwe wandisirise notayogera kuba wanyiizizza dda 470 bwobeera nabakyala abasukka mu omu mu bufumbo omu bwakunyiiza ngowummulira ewomulala 471 enkuba etonnya buli lunaku 472 okufa lugendo era olutambula bwomu 473 endwadde zizze zibeerawo mu nsi naye bambi obulwadde buno butta bubi 474 abantu abaalemererwa era abalina endowooza enkyamu balowooza nnyo naye bakola kitono 475 obuyonjo kimu ku bintu ebisuubirwa mu muvubuka owomulembe omutebi 476 akaseera kano waliwo abantu abamu nga beebase 477 simanyi oba nsobola okumusonyiwa 478 nasazeewo okusiba ennyama kuba eddiini tekigaana 479 baalaganye kusisinkana wano naye omu olutuuse ate poliisi nemukwata 480 olowooza obuzibu bwekyuma kino buva ku ki 481 waliwo ttiimu egudde ku kabenje era bamu bafiiriddewo 482 nfunyeemu nnyo mu kwegatta kwabalimi kuba nsobola okubuuza ebibuuzo 483 nze ngenda okuba nga mbasomesa olulimi oluganda mu lusoma luno 484 ekigatto kino nga kirungi kya mmeka 485 buli lwoliraana omuntu akusingako mu buli kintu obaako kyoyiga 486 omukazi eyabuuzizza bye bafumba mu kawooteeri baamusongedde ku kisenge 487 obuyaaye bubi naye ate abantu abamu babufunyeemu 488 okuwasa omukazi mu bufumbo obutukuvu kirungi kuba abaana bammwe babeera batukuvu 489 naye nga onzunzizza nnyo 490 omutwe bwe gubeera gukuluma fuba okulaba nga omira eddagala 491 tugende ku dduuka tufuneyo ku byokulya 492 omulimu gwo kuwandiika emboozi gugenda guzibuwala era gwandinnema 493 amadduuka agatunda ebintu ebifaanagana gabeera geeriraanye 494 omuyizi yabuuzizza omulunzi wenjuki ebizibu ebiri mu kulunda enjuki 495 naye okimanyi nti ensibuko yakawuka ka korona ekyatankanibwa na guno gwaka 496 nsobola okutunda embuzi nga amakumi abiri buli wiiki 497 amasomero agamu tegawa maanyi kusomesaamu 498 oyina kutereeza eriyo eyo tusobole okufuna ekifaananyi ekirungi 499 nze ku lunaku olwo nnakizuula nti okwerabira kya buntu 500 omwana oyo yansobera tanaaba mu ngalo nga ava mu ttooyi 501 sisobola kkwata bye nsoma mu mutwe nga ntaddeko laadiyo 502 abayizi abamu basaakiriza nnyo banaabwe basobole okulwana 503 twasembayo kulabagana ku lunaku lwe twazannya omupiira 504 tubeebaza nnyo olwebyo byonna bye mutukoledde 505 edda nali njagala nnyo okulya obunyama bwo ku kkubo naye nga bulumya olubuto 506 waliwo ebiseera bye weetaaga ssente naye nga toziraba 507 ssaagala ogirageranye bintu byotamanyi 508 bwe mmalirizza okuwaayo empapula zange ne mpulira nga obulamu bukomyewo 509 okuteekateeka okulonda kyetaagisa ensimbi nnyingi nnyo 510 mwebale nnyo okumpuliriza bakulu bannange 511 gavumenti bwe luva alina eyongera amaanyi mu tteeka lyebiyiiye abayita batandika okubifunamu 512 baali balowooza nti nakoma naye mukama nakwatirako ne nzira engulu 513 omwenge omungi muli nnyo 514 lwaki weewola ssente nga tolina nteekateeka gyo zikoledde 515 osobola okusomesa eddiini 516 ttaano 517 musanvu 518 ye 519 emu 520 mukaaga 521 bbiri 522 munaana 523 nadda 524 ssatu 525 abaana bano babadde bawoggana 526 omwana oyo yali musiru mu kibiina naye kati mugagga 527 mwenda 528 nasindika ssente ku ssimu yange naye tezaatuka 529 omubaka bukyanga alondebwa tateesangayo wadde ekiteeso ekimu 530 teraako emmere ntono nnyo kuba gye tuva tusoose kulya 531 yagenda okuyingira ekidaala nga buli muntu amulinze 532 oba lwaki omuntu bwa kuyisa obubi naye nomuyise bubi anyiiga nnyo okusinga 533 ndi musajja mukenkufu nnyo asaanira okuweebwa omulimu wano 534 ekuba ne ssenyiga bisumbuwa nnyo mukazi wange 535 naye mu butuufu bbaasi bwe zirijja nga batusuubiza omujjuzo gujja gukendeera 536 naye mu butuufu abavuzi ba booda booda bagobebwe mu kibuga 537 ebintu naddala engoye bisaana kuba nga si bya buseere 538 enkuba we etonnya ate omuntu naye eyalikira ebisoto 539 gamba omukazi oyatuwa emmere 540 tekinologiya yayonoonye abantu 541 essowaani evudde ku mmeeza ne ga wansi naye teyatise 542 wadde olowooza nti neerabidde nti nkubanja ssente zange 543 wabula omulembe gugenda gukyuka buli lukya kati osobola okugula amasannyalaze ku ssimu 544 bwobeera ku mikutu gye mugattabantu si kyankumanya kituufu 545 ennaku zino ssennyiga mungi nnyo mu bantu 546 munnabyabufuzi asaanidde okuba omuntu omwesimbu 547 omwana ono gwe amwonoonye kuba yali mwana mulungi 548 oteekeddwa okumanya eddaala lyoliko buli wantu wo obeera 549 omwana muzibe yeewuunyisizza nnyo abazadde bwe yasunye obulungi endongo 550 mukyala wange afumba eka teyali mwangu nga mukwano 551 ettaka lya buseere ennaku zino 552 nze naawe obulamu bubeera bunnyumira nnyo 553 njagala ntambuleko nsobole okugenda ku masomero agali akumpi wano 554 kyewuunyisa nti abiri yawolako ensi za buwalabi ensimbi okwekulaakulanya 555 nze nali sinnaba kukola kintu kyonna ku ssomero lino 556 ekiro kye nkuba kikedde kutonnya era ne kireeta empewo mu kibuga 557 omulimi emiti gya muwogo yagenda okusimba giterekebwa teri musana ate nga wakalu 558 abantu abamumanyi batono nnyo era si wa kuwangula kalulu 559 oluge luno lugoye lutya 560 engero omusomesa oyo yawandiikamu yandibadde musawo kuba be bawandiika obubi 561 eyo essaati singa osalawo okugigula nange nkusalirako 562 lwaki abantu abato bannaabwe tebaweebwa bibonerezo bikakali 563 wala wa ne mugandawo taata ne maama nga omu akutta olwo mukwano gwo 564 omuwulu kintu kibi nnyo 565 enviiri kye kitiibwa kya bakyala 566 nsaanidde mulekere awo kunyooma kuba si kirungi 567 genda ke kampala olabe abantu bwe batuuyana okufuna ssente ekiro ne emisana 568 mpulira nga neesunze okuwulizaako okuva gyoli 569 njagala okutuusa obweyamo bwange eri abasomesa bange nti nja kukyusa empisa zange 570 omusajja ogwo sigwagala naye guneesibako 571 embeera yobwavu yansinikiriza okuyingira mu magye 572 nsonga ki ekuviiriddeko okukola otyo emirimu 573 ekikopo ekyo wandibadde okiggyawo wansi awo 574 omukulembeze abeera kyakulabirako 575 waliwo eyamenye ennyumba yange nabba ebintu byange ebyomugaso 576 lwaki togendako musinzizo ne weenenya ebibi byo 577 omukulembeze aweze entambula yolukale kuba olunaku lwe 578 naye ate nsuubira nti tusaanidde okwesiza obulungi ku bantu 579 weebale nnyo emirimu gyokola 580 amasinzizo nno agasinga gaggaddwa olwekirwadde kya corona 581 waliwo nno abenzikiriza mu ggwanga lyaffe abalowooza nti osobola okusaba okusaba obulwadde ne bugenda 582 omukulembeze weggwanga afaayo eri abantu be 583 enkoko erondebanyoni kinyonyi nga kitwala akaana kaayo